Amawulire

Abawaaba bataddeyo enkubira yaabwe

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah ne Ivan Ssenabulya Abawaaba omusango oguwakanya ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga 5 bamalirizza enkubira yaabwe, ku musango ogugenda mu maaso e Mbale basabye, kooti ya ssemateeka esazeemu etteeka eryayisibwa palamenti omwaka oguwedde. Banamateeka abekibiina kya Uganda Law Society, Male Mabirizi, nababaka […]

Ssabapoliisi aweze okukwatanga abantu

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Ssabapoliisi we gwanga Martin Okoth aweze okukwatanga abateberezebwa okubeera abamenyi bamateeka munda mu kizimbe kya palamenti neku kooti. Ochola obweyamu buno abukoledde mu kakiiko ka palamenti akebyokwerinda nensonga zomunda mu gwanga gyatereddwa ku nninga okunyonyola ku bikolwa ebyokukwatanga abantu, oluusi nababeera bakaweebwa […]

Presisenti Museveni asiinkanye Omulangira Wiliam

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni has met asisinkanye omulangira wa Bungereza Prince William. Okusinziira ku muwandiisi womukulembeze we gwanga ku byamawulire Linda Nabusayi, ebisimbiddwako amannyo mu nsisinkano eno kubaddeko, engeri yokukumamu obutonde bwensi, enkulakulana negri yokuyambamu abavubuka. President Museveni ngali mu […]

Tiimu ya Uganda mu Commonwealth ekomawo leero

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abaana battu, abakiridde Uganda mu mizannyo gya Common Waelth egya 2018 mu Gold Coast bakomawo olwaeero okuva mu gwanga lya Australia. Minister owebyenjigiriza nemizannyo era mukomukulembeze we gwanga Janet Kataaha Museveni yaubirwa okwaniriza, abavubuka bano ku kisaawe Entebbe. Okusionziira ku mawulire getufunye […]

Atemyetemye mukala we naye neyetuga

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2018

No comments

Bya Abubker Kirunda Omusajja wa myaka 35 yetugidde mu nnyumba oluvanyuma lwokutta mukyala we. Badru Malinzi omutuuze we Nasuti mu gombolola ye Nambale mu district ye Iganga yalese abatuuze mu kutya, bweyetuze oluvanyuma lwokutematema mukyala we. Omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi ategezeza […]

Uganda ewereddwa obukadde $ 6 okuyamba ababundabunda

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Gavumenti ya Uganda ekubiddwako enkata okwongera okuyamba abaundabunda. Enkata eno eyobukadde bwa $ 6 evudde mu gwanga lya Japan, ngomubaka we gwanga eryo atuula kuno H.E. Amb. Kazuaki Kameda yeyamye nti bakwongera okuddukirira Uganda, okumalawo obwetaavu nomuwaatwa. Ensimbi zino zigenda kutekebwa mu […]

Amir Yunus Kamoga alabiseeko mu kooti ejjulirwamu

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Akulira abayisiraamu aba-Tabliq Amir Sheikh Yunus Kamoga atuusiddwa ku kooti ejjulirwamu mu Kampala, gyeyekubira enduulu ngasaba ayimbulwe ku kakalu ka kooti, ate nokuwakanya ekibonerezo ekymuweebwa okusibwa amayisa ekyamuweebwa kooti enkulu ewuliriza emisango egya naggomola. Okuyita mu banamateeka be aba Muwema and company advocates, […]

Nawangwe agenda kusisinkana abakulu babayizi

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero e Makerere Prof Barnabas Nawangwe asubirwa okusisinkana abakulembeze babayizi olwaleero, okukanya kungeri yokuyimirizaamu akegugungo, akagenda mu maaso. Bino webijidde ngabayizi bayingidde mu lunnaku olwokusattu, nga bekalakaasa. Okusinziira ku mwogezi wa Makerere Ritah Namisango, Vice Chancellor agenda kwogera […]

Balyeku ne Muhanga tebagenda kulabikako mu kkooti

Ivan Ssenabulya

April 18th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okuwulira omusango oguwaknya etteeka eryokyokujja ekkomo ku myka gyomukulembeze we gwanga kuddamu nate olwaleero. Okwawukana ku byabddewo olunnaku lwe ggulo, olwaleero abajulizi babiri, ababaka Moses Balyeku ne Margaret Muhanga bagenda kubuzibwa nga bayita ku mutimbagano mu ssekayunzi owa Skype nga kitegzeddwa nti […]

Muhamad Kirumira yeebirize ne polisi.

Ivan Ssenabulya

April 17th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Eyali akulira police ye Buyende, Muhammad kirumira atabukidde baserikale banne wali ku kitebe kya police e Naguru  bwebabade bagezaako okugaana banamawulire okubaawo nga kooti emutyemulira omisango. Leeri kooti eno lw’ebadde erina okusala emisango egirudde nga givunanibwa Kirumira, okuli okusiiwuka empisa , okutulugunya […]