Amawulire

Enkolagana ya Uganda ne Bukinafaso yakunywera.

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

By S samuel Ssebuliba. Omukulembeze wa Burkina Faso, Marc Christian Kabore ategeezeza nga bwayagala enkolagana wakati wa Uganda ne Bukinafaso eyongere okunywera. Bwabadde ayaniriza omubaka wa Uganda mu gwanga lino Amb. Nelson Ocheger , president agambye nti amawanga gano galudde nga gakolagana , kale nga […]

Eddwaliro elya Nakasero litubidde mu mabanja.

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

By Ruth Anderah. Waliwo omujaasi nanyini kizimbe okuli edwaliro elya Nakasero hospital agenza mu kooti ekola ku by’obusubuzi, nga agamba nti bano balemeddwa okumusasula ensimbi obukadde  600.  Gen. Joram Mugume  nga yenyini kizimbe kino agamba nti okuviira dala nga October- December 2017 abadde tafuna nsimbize […]

Aba UYD bafunye ekifo webagenda okuteeka tabamiruka waabwe.

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

ByaRitah Kemigisa. Abaaliko ba musaayi muto ba Democratic party kyadaaki bafunye ekifo e makerere awo ku Rugby grounds nga eno gyebagenda okuteeka tabamiruka waabwe. Kinajukirwa nti bano batutte ebanga nga banoonye webagenda okuteeka tabamiruka waabwe, kino kyabaleetera n’okulowooza nti police yebayiganya. Twogedeko n’omu kubano Dr […]

Asse munne lwa 2000/- zabadde amubanja

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Police e Mubende ekutte Ssemaka owemyaka 35 Kabagambe  Yeyiro omutuuze we Nabingoola lwakukira mune namukuba etafaali ku mutwe nafa olwe banja erye 2000 zabadde agaanye okumusasula/ Ettemu lino libadde ku kyalo Nkolabaseka mu gombolola ye Nabingoola ngatiddwa ye Ssemugabo Deo owemyaka 35 […]

Bamukutte lwa’kusobya ku muwala we

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu district ye Luuka eriko omusajja owemyaka 37 gwegalidde, bweyakidde muwala wa mukazi we namusobyako. Omukwate mutuuze we Kitwekyambogo mu Kiyunga Town Council  nga kigambibwa nti bamukutte lubona ne kawala ke kano akemyaka 12, ngasinda nako omukwano. Omukazi agamba nti yabadde afumba […]

Yatemye mukayala we ngatamidde

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Malikh Fahad Police ye Butenga mu district ye Bukomansimbi erijko omusajja gwekutte nga kigambibwa nti yakidde mukayala we namutema ebiso. Maria Gorette Mpumiire nga mutuuze we Kiwumu mu gombolola ye Butenga yanyiga ebiwundu ku ddwaliro lya Butenga health center oluvanyuma lwomwami we Patrick Kalyango, […]

Akakiiko kakutunula mu mateeka ku musolo

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Akakiiko ka palamenti akebyensimbi olwaleero kagenda kutuula, nga kasubirwa okutunula mu mateeka gomusolo gavumenti geyagala okuleeta, mu mbalirira yomwaka gwensimbi ogujja 2018/19. Ku ntandikwa yomwaka guno gavumenti yaleeta okusaba okukola ennongosereza mu mateeka gomusolo, Finance (amendment) Bill, 2018, Income Tax Bill 2018, […]

Abawala 45 bebasobezedwako e Kamuli

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Opio Sam Caleb Abawala 45 bebakasobezebwako mu kitundu kyomwaka ekisoose mu district ye Kamuli yokka. Akulira ebyabaana nensonga zamaka ku CPS e Kamuli, Richard Kagoda agamba nti emiwendo giri wagulu. Wabula agamba nti gino gyejasobodde okutuuka ku poliisi kubanga waliwo, ejimu abazadde gyebataloopa nebekobaana […]

Nabakyala wa Tooro agenda kulabikako mu kakiiko

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Nabakyala wobukama bwa Tooro Best Kemigisa olwaleero asubirwa okulabikako mu kakaiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka, okwenyonyolako ku bimwogerwako nti yezza ettaka lyabalangira mu Bukama. Wiiki ewedde ssentebbe wakakiiko, omulamuzi  Catherine Bamugemeire yayisa ebiwandiiko ebiyita Nabakyala, olwaleero okwenyonyolako. Mu kwemulugunya okwaletebwa mu […]

Kitatta adda mu kooti olwaleero

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Ekifananyi: Kitatta ngakabira mu kooti gyebuvuddeko Omuyima wekibinja kya Boda-Boda 2010 Abdallah Kitata okuwulira omusango gwe mu kooti yamagye etuula e Makindye, kugenda kuddamu. Kitata nga mu kaseera kano ali ku alimanda mu nkambi yamagye e Makindye wamu nabalala 12 bakugenda mu […]