Amawulire

Kattikiro yeyanjudde mu kakiiko ka Bamugemereirwe

Ivan Ssenabulya

April 25th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abakulu okuba mu bwakabaka bwa Buganda nga bakulembeddwamu Kamalabyonn, Charles Peter Mayiga beyanjudde mu kakiiko komulamuzi Catherine Bamugemereirwe, akanonyereza ku mivuyo gye ttaka, okuwa endowooza zaabwe. Kattikiro ayongedde okukakasa akakiiko, nti ettaka lya mailo ssi lyerivuddeko endoliito mu gwanga. Kamalabyonna era agenda […]

olwaleero lunnaku lwa “musujja gwansiri”

Ivan Ssenabulya

April 25th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya ne Sam Ssebuliba Olwaleero Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunnaku lwokulwanyisa akatayabaga komusujja gwensiri, the World Malaria Day. Ebibalo okuva mu ministry yebyobulamu biraga nti omusujja gukutte kiffo kya ku mwanjo okutta abantu, ngomwaka 2017 abantu 27% abafa bafa amu sujja […]

Minisita waakutangaaza ku bumenyi bw’amate.

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Kyeyune Moses Waliwo ababaka ba parliament abatadde minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga kuninga  Gen Jeje Odongo  ku ninga nga ono  baagala abanyonyole lwaki obumenyi bw’amateeka bweyongera bweyongezi mu gwanga Kuno okwemulugunya kuleeteddwa ababaka okubadde owe Ishaka Gordon Arinda, ow’eBusia Municipality Godfrey Macho n’owe […]

Bannayuganda batya okwogera ku bakulembeze

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Bann-Uganda bakyalinamu enkenyera bwekituuka ku kunenya ku bakulembeze baabwe ku mutendera ogwa waggulu, songa bwekituuka ku bakulembeze aba wansi bakolokota awataliimu kutya kwonna. Bwabadde afulumya alipoota gyebatuumye Frankly speaking oluvanyuma lwokunonyereza okwakoleddwa aba Twaweza Uganda, ebibalo biraze nti 85% bann-Uganda bakiriza nti […]

Aba Boda Boda bagala kubakendereza ku bbeyi ya pamiti

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abagoba ba Boda Boda banenyezezza nnyo gavumenti, olwebikwekweto ebitaggwa pikipiki zaabwe eziwerako mwezikwatiddwa nabo nebagalirwa. Bano kati basabye gavumenti ebaweeyo akalembereza, okussa ku bisale byopkufuna permit ngekimu ku binayamba okulongoosa embeera gyebakoleramu. Bwabadde ayogerako naffe, akulira Boda Boda mu Mukono Central Division […]

Palamenti eyise tiimu ya Commonwealth

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Palamenti eyise teem ye gwanga eyakiika mu mizannyo gye commonwealth ku kyemisana olwaleero. Kino kidiridde okukola aobulungi nebitone byebayolesa, bwebawanika bendera ya Uganda mu Gold-coast munda mu gwanga lya Australia. Bwabadde ayogerako naffe, omumyuka wakulira ebyamwulire mu palamenti, Hellen Kaweesa ategezeza nti […]

Eyasobezza ku muwala we owe’myaka 11 bamukutte

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Malikh Fahad Police ye Lyantonde eriko omusajja owemyaka 29 gwegalidde nga kigambibwa nti yakidde muwala we namusobyako. Omukwate mutuuze ku kyalo Kinoni mu gombolola ye Kaliiro mu district ye Lyantonde nga kigambibwa yatuzizza kawala ke akameyaka 11 ku mbuga ya sitaani. Okusinziira ku balirwana […]

Palamenti eddamu olwaleero

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Palamenti olwaleero egenda kuddamu okutuula, oluvanyuma lwomwezi mulamba nga bali mu luwummula. Kisubirwa nti ebeimu byebatandikirako gyemirimu nemisoso ku kuyisa embalirira ye gwanga, ejikyaliwo ngokuteesa ku statimenti nokusaba kwembalirira okuva mu ministry yenjawulo. Palamenti mu kudda era yakuteesa ku mateeka mu bubage […]

Abantu babulijjo bakuteesa ku musolo

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Abantu babulijjo bagenda kwetaba mu kuteesa okwawamu ku musolo omuppya gavumenti, gweyagala okuleeta mu mbalirira yomwaka gwebyensimbi ogujja 2018/19. Akakiiko ka palamenti akebyensimbi nebyenfuna, kekagenda okufuna endowooza zabantu ku mateeka agali mu bubage agayanjulwa gavumenti eri apalementi gyebuvuddeko. Bano bagenda kukunganira mu […]

Abalamuzi ba kooti enkulu sibakwongezebwa musaala.

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Ssebuliba samuel Abalamuzi aba kooti enkulu kikasiddwa nga bwebatagenda kulaba ku nyongeza ya musaala,newakukubadde banaabwe aba kooti ento bbo bagenda kwingezebwa. Kinajjukirwa nti bano omwaka oguwedde baateka wansi ebikolwa nga babanja musaala, wabula government nebakakanya nga ebasuubiza okubafaako mu mwaka gwebyenimbi guno. Kati bwabadde ayogerera […]