Amawulire

Pulezidenti asisinkanye abakungu mu Bungereza.

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni mukaseera kano ali e Bungereza  mu tabamiruka w’amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza aliko abantu  eb’enjawulo basisinkanyeemu neboogera ku nsonga ez’enjawulo ezigasa eggwanga. Abamu kubaasisinkanye kuliko ne minister wa Bungereza akola ku nsonga z’amawanga amalala nga ono ye […]

Abaakuba Angela Katatumba basatu bakaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Bwetutandikirako mu kooti agavaayo galaga nga abasajja basatu abakozi ba Chicken Tonight wano e Kabalagala abaakuba omuyimbi Angela Katatumba bwebasimbiddwa mu kooti okukakana nga basindikiddwa e Luzira. Abakozi abakaligiddwa kuliko Olubrworth Chuka Rogers owe myaka 26 nga ye maneger w’ekifo kino, Okirot […]

Akwatiddwa lwa kusobya kuwemyaka 13

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omusajja owemyaka 35 akawatiddwa poliisi ye Kakira e Jinja nga kigambibwa nti yasobezza ku kawala akemyaka 13 gyokka. Omukwate mutuuze ku kyalo Wanyange mu gombolola ye Mafubira nga kigambibwa nti teyakoma okwo, naye yatikka nakawla ettu lyamugema. Omuddumizi wa polisii mu bitundu […]

Abakiise babakozi ku District bakulondebwa

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Sam Ssabuliba Abakozi okukirirwa mu nkiiko eza wansi mu gavumenti ezebitundu, kyogeddwako nti kyekinamalawo ebikolwa byokukusa abantu okubatwala emitala wamayanja, okubafunira emirimu. Okusinziira ku mubaka wabakozi mu palamenti Arinitwe Rwakajara, abakozi bwebanakirirwa wakiri ku mutendera ogwa, kijja kuba kyangu okulondoola bameka abafuluma mu gwanga […]

Nambooze yemulugunya ku bukambwe bwa kooti

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssabalamuzi we gwanga Bart Katurebe asabye gavumenti okusisa mu nkola, ekiragiro kya palamenti mu mwaka gwa 2009 okwongera ku balamuzi ba kooti enkulu okutuuka ku balamuzi 82. Katurebe wabula era anenyezza palamenti olwobutalondoola bulungi emirimu gye ssiga eddamu, ngategezeza nti nababaka tebafangayo […]

Ssiriimu yejiriisa mu Nyendo

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Gertrued Mutyaba Akabuga ka Nyendo kanokoddwayo nga kekamu ku businga okubeeramu omuwendo gw’abantu abalina akawuka ka mukenenya nga mu kiseera kino bali ku bitundu 18%. Okusinziira ku Dr Kizza Amooti okuva mu Uganda cares ettabi ery’eMasaka, akabuga kano kalimu abantu bangi nga n’ebifo ebisanyukirwamu […]

Minista yetonze olwokulwisaawo ebbago

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2018

No comments

Bya Sam Sseabuliba Minister omubeezi owebyobulamu Sarah Opendi yetondedde palamenti olwokulwawo okubaga etteeka erya Insure yebyobulamu erya National Health Insurance Scheme Bill. Mu July womwaka oguwedde 2017, ministry eyebyensimbi yayisa certificate of financial, eraga ebikwata ku byensimbi ku bbago lino, nomulanga bano okugenda mu maaso […]

Abantu babiri bafiiriide mu mazzi wano e Ntebe.

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya  Paul Adude. Abatuuze be Kitubulu  wano e Katabi bagudemu ekyekango, bwebagudde ku omulambo gw’omusajja ategerekese nga  Ekisaferi Mutege  omutuuze Kajjansi  nga guteyengera ku mazzi Twogedeko ne Katokoozi Mugambwa nga ono y’akulira okunonyereza kubuzzi bw’emisango e  Ntebe nagamba nti baafunye okubagulizibwako okuva eri abatuuze, baagenza […]

Ekomera lye Nalufenya lyakuggalwa.

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune. Ssabapolice we gwanga Martin Okoth Ochola ategeezeza nga police bweri muntekateeka ez’okuggala police ye Nalufenya,nga eno erudde nga eyogerwako nga ekifo omutulugunyizibwa abantu entakera. Ono okwogera bino abadde alabiseeko mu kakiiko ka parliament akola ku by’okwerinda n’agamba nti mu kaseera kano banamateeka […]

Ssentebbe bamututte mu kkooti lwa mukazi

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Ssentebe w’eggombolola y’e Kitenga mu district y’e Mubende Gamba Edward akubiddwa mu kkooti e Mubende ng’ekimuzaalidde leenya kwekukwatibwa lubona ne mukomusajja mu loogi. Kigongo Moses omutuuze w’e Budibaga muluka gw’e Kalonga e Mubende y’akubye Ggamba Edward mu kkooti  lwa kuganza mukyala we […]