Amawulire
Omukozi we Makerere agobeddwa lwakukabasanya muyizi lwampaka.
Bya Ritah Kemigisa. Ebaluwa omuwala gyeyawandiika nga anyonyola ebyamutuukako. Police wano e makerere ekutte omukozi wetendekero lino nga kigambibwa nti yakwatiddwa kukatambi nga aliko omuyizi gw’akabasanya kko n’okummutigatiga. Twogedeko n’ayogerera etendekro lye makerere Ritah Namisango, nagamba nti omukulu ono mukaseera kano ali ku police ye […]
Abakuuma dembe n’abakungu ba gavumenti entuuyo zibakamuse .
Bya Samuel Ssebuliba ne Ruth Anderah. Leero E mbaale ewali omusango ogw’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga , abantu abawerako leero balabiseeko mu kooti eno okubaako byebattangaaza, Abamu kubalabiseeko kuliko omuwandiisi ow’enkalakalira mu ministry ekola ku byensimbi Keith Muhakanizi, ayali aduumira police ya Kampala […]
Emisoso okufuna line ye ssimu bajijjeewo
Bya Sam Ssebuliba Gavumenti ejjeewo emitendera ejimu, ejiyitwamu okuzzaawo sim carda ezibeera zibuze. Bwabadde ayogera ebyo ebyatukiddwako mu lutuula lwaba minister olwa Balaza, akulira media center Shaban Bantaliza ategezeza nti kyakanyiziddwako, emisoso gino okutwalanga olunnaku lumu ngakakiiko akebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda communications commission, kekanavunayizbwanga. […]
Omubaka Nambooze alabiseeko mu kkooti
Bya Ivan Ssenabulya Okuwulira omusango oguwakanya etteeka eryajja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kuzeemu, olwaleero mu kooti enkulu e Mbale. Omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze yatandise nokuwa obujulizi bwe, ku biki ebyali mu palamenti mu biseera byokukubaganya ebirowoozo nokuyisa etteeka lino. Nambooze […]
Eyatoloka omulala akwatiddwa
Bya Sam Ssebuliba Omu ku ba Kijambiya, ababiri abatoloka mu kkooti e Masaka abateberezebwa okubeera emabge wobutemu mu bitundu bino, omulala akubiddwa aba Flying Squad, nabuuka nebisago. Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emillian Kayima akakasizza okukubibwa kwa Musa Galiwango nga kigambibwa nti akubiddwa ku ssaawa […]
Alipoota ku bantu abawambibwa yaakufuluma.
Bya samuel Ssebuliba. Police etegeezeza nga bw’enaatera okufulumya alipoota ekwata ku bantu abazze bawambibwa n’abeewamba , nga wano bagenda kutunulira ebanga lya myezi nga esatu egyakayita. Bano okuvaayo kidiridde emizze egy’okuwamba abantu okweyongera songa abawamba batera okusaba omusingo Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire ayogerera […]
Ekitongole ky’ebyebibira kyakugabira abantu etaka.
Bya Ndaye moses. Ekitongole ekikola ku by’ebibira ekya National forestry Authority kitegeezeza nga bwekitegese okugaba yiika z’etaka eziwerera dala 40,000 eri abantu basekinoonomu batandike okusimbako emiti. Bino byogeddwa Paul Musamali akolanga akulira ekitongoe kino, nga ono ategeezeza nti etaka erigenda okugabibwa liri mu bibira ebisangibwa […]
Namutikwa w’enkuba wakutonya mu uganda okutuusa mu gw’okutaano.
Bya Samuel Ssebuliba. Banayuganda balabuddwa nga enkuba eyamaanyi bwegenda okufudembe mu bitundu bye gwanga ebisinga obungi, nga ogyeko mu bugwanjuba bwe gwanga. Okusinziira ku alipota gyetufunye okuva mu kitongole ekya Uganda National Integrated Early Warning System ey’omwezi gwa APRIL – MAY 2018 , abalimi bagwana […]
Abayizi e Makerere bekalakaasa, 3 bakwatiddwa
Bya Ivan Ssenabulya Ekifananyi: Kijiddwa mu bikadde Poliisi ku ttendekero e Makerere ekubye omukka ogubalagala mu bayizi, okubagumbulula bwebakadde okwekugugunga, nga bwebalaliise olwaleero. Abayizi bagamba nti bagala ensonga zaabwe ezibaluma zikolebweko mu bwangu. Abayizi 3 okuli Guild President Papa Salim Were bakwatiddwa nga kati, bakumibwa […]
UCU ekutte kyakubiri mu Mpaka zama’ttendekero mu America
Bya Ivan Ssenabulya Ettendekero lya Uganda Christian University lyakutte kyakubiri mu Universty za African mu mpaka za 2018 Philip Jessup International Law Moot Court Competition ezibadde mu kibuga Washington DC mu gwanga lya America. Empaka zino zitunuliira nokugezesa ebikwata ku ddembe lyobuntu mu nsi yonna. […]