Amawulire

Banansi ba Somalia basabiddwa okudda ku butaka- emirembe gikomyeewo.

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Banansi ba Somalia ababundabunda abali mu nkambi ez’enjawulo basabiddwa okutandika okusenguka mpola nga badda kubata kubanga mu kaseera kano Somalia etandise okuteeka Guno omulanga gukubiddwa omubaka w’ekibiina ky’amawanga amagatte mu Somalia  bwabadde akyadeko mu nkambi ye Dadaab  eri mu Kenya Kati ono […]

Kampuni ezirmba bannayunda emirimo zakunonyerezaako.

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akakola ku kikula ky’abantu basabye ministry ekola ku kikula ky’abantu okwanguwa okukangavula company zabafere ezijja ensimbi ku banayuganda  nga babalimba okubawa emirimo. Twogedeko ne Beatrice Anywar  nga ono y’amyuka ssentebe w’akakiiko kano nagamba nti egwanga ligwana […]

Museveni agamba nti okutuula awamu kikulu

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni nomukulembeze we gwanga lya Zanzibar eyagenyiwadde kuno, Abeid Karume balaze obwetaavu eri abakulembeze bamwanga ga Africa okugabana ebirowoozo kungeri yokugonjolamu enjawukana Bino webijidde ngokulwanagana mu mawanga nga DRC, South Sudan namalala kuvuddeko, banatu bangi okusigala nga […]

Palamenti ekungubagidde omugenzi Mandela

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Palamenti ya Uganda olwaleero yegasse ku balala okukungubagira omugenzi Winnie Mandela eyafa wiiki ewedde. Omugenzi okwetoloola ensi ajjukirwa nga Maama wensi ye gwanga oluvanyuma lwokulwanyisa obusosoze mu langi, mu 1994. Ekiteeso okusiima omugenzi Winnie Mandela kireteddwa minister owa guno na guli Marry […]

Ababaka batabukidde muka Museveni

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akebyenjigiriza bategezeza nti ekya gavum,enti okwongeza abasomesa ba science omusaala nebaleka abalala ebbali kikolwa kya kuboola basomesa. Okusinziira ku ngereka yemisaala gyabakozi ba gavumenti empya, abasomesa ba sciences bakufunaga obukadde 2 songa abalala bali mu mitwalo […]

Obwakabaka bukakasizza abamawulire obukuumi

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ngebula ssaawabusaawa okutuuka ku mazalibwa go’mutanda agemirundi 63, obwakabaka bwa Buganda buzeemu okukassa banamawulire ku kyobukumi. Kino kizeewo oluvanyuma lwebiwayi byabamawuliire abamu abasaaka age Mengo okutegezza nga bwebabadde tebagenda kwetaba ku mikolo egyo olwokutulugunyunyizibwa abakuumi bobwakabaka. Katikkiro wa Buganda yagaana okubaako kyayogera […]

Omusajja eyakuba nnyina avunaniddwa

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Ekifananyi: Kijiddwa mu bikadde Omusajja owemyaka 23 avunaniddwa noluvanyuma nasindikibwa ku alimanda e Luzira olwokukuba maama we amuzaliira ddala, namutusaako nobuvune. Nuwagaba Bright omutuuze mu Mulimira zone e Bukoto mu division ye Nakawa mu Kampala asimbiddwa mu kooti ya City Hall ewomulamuzi […]

Omubaka Nambooze ayitiddwa mu kooti ye Mbale.

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Tutegeezeddwa nga omubaka we Mukono Betty Nambooze Bakireke  agendeko mu kooti eno abeeko byaddamu munamateeka wa government Mwesigwa  Rukutana , kubanga amwesunga. Tutegeezedwa nti Nambooze  ono okusinga agenda kutegeeza kooti kungeri gyeyakubibwamu atuuke n’okumenyeka enkizi nga bwagamba, nga bino byona byaliwo mu […]

Alipoota ku baana b’okunguudo efulumye.

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Alipoota ku baana abali ku nguudo eraze nga  abaana bano  bwebaliisibwa akakanja, songa waliwo n’ababasobyako mukiro. Kuno  okunonyereza kwakoleddwa ekibiina ekya  Centre for the Study of African Child wakati mukujukira emitawaana abaana bano gyebayitamu nga bakulira ku nguudo. Twogedeko n’akulira ekibiina kino […]

Munamateeka wa gavument akalambidde- tetwamenya mateeka mu kukyusa semateeka

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. E Mbale ewali omusango ogw’okujja ekomo ku myaka gy’omukulemebeze we gwanga, munamateeka wa government mumusango guno Mwesigwa Rukutana akaladde n’agamba nti buli kyakyusibwa mu ssemateeka tekirina bwekyataataganya ssemateeka wa gwanga, kale nga kyebaakola kiri mu mateeka. Ono afunvubidde n’agamba nti okukyusa mu […]