Amawulire

Munnamawulire Bakka aziddwayo e Luzira

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Munnamawulire eyawummula Rev. Isaac Bakka nate asindikiddwa ku alimanda e Luzira mu Upper Prison kubanga poliisi ekyagenda mu maaso nokunonyereza. Bakka owemyaka 68 eyali omukozi mu BTN ne Nile FM mu district ye Gulu abadde mu maaso gomulamuzi mu kooti ento e […]

Obutakanya bwa Mutebile ne Mulyagonja bwakukosa ebyenfuna

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Tajuba Paul Minister webyensimbi Matia Kasaija alabudde nti obutakkanya bwa gavana wa Bank enkulu Emmanuel Tumusiime Mutebile ne kalisoliiso wa gavumenti, omulamuzi Irene Mulyagonja, bwandikosa ebyenfuna bye gwanga. Kasaija bwabadde ayogerako ne Daily Monitor oluvanyuma lwensisinkano nabekitongole kya Forum for Women in Democracy mu […]

President asiimye emirimo gya Gen Kale Kayihura.

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  atenderezza nyo eyali ssabapolice we gwanga Gen kale kayihura gwagambye nti yateeka munkola ekirowoozo eky’okutondawo ekibinja kyabavubuka abayambako police  mukulwanyisa obuzzi bw’emisango bayite ba Crime Preventors. Bwabadde awayaamu n’abavubuka bano wali e Lugogo, president agambye nti project […]

Male Mabiriizi atabukidde omulamuzi Elizabeth Musoke.

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Nga kooti ya ssemateeka etegeka okuwulira  omusango gw’abemulugunya ku ky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulemebeze we gwanga , nate waliwo  omu kubemulugunya awandiise abaluwa nga asaba nti omulamuzi Elizabeth Musoke agibwe ku lukalala lw’abalamuzi 5 abagenda okutuuka ku koot eno.  Ebaluwa eno eyawandiikidwa  […]

Abavubuka abasobya ku bamalaaya bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. E Buwama  wano mu Mpigi police eyodde abavubuka 15 , nga bano batebereza okusobya kubakyala abalenga akaboozi. Bano basangiddwa mu bbaala eyitibwa One Ten Club mu kabuga kano wabula nga abamu basobodde okwemulula nebadduka. Atwala police mu kitundu kino Joseph Kamukama agambye […]

Eyasudde kasasiro mu paaka akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo omutuuze eyavudde e Jinja n’asuula kasasiro mu paaka enkadde wano mu Kampala okukakana  nga atwaliddwa mu  komera e Luzira. Laroo Peter ow’emyaka 28 nga yavudde  Jinja  kigambibwa nti nga March 26th 2018 ku paaka enkadde yakwatibwa aba KCCA abakwaasi b’amateeka ng’alya […]

Abakulira UMEME basisinkanye omukulembeze we gwanga.

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni kyadaaki asisinkanye  abakulu okuva mu kitongole kya UMEME , nga bano bamusanze mumakaage wano e Entebbe, nga ensonga ezibaluma zakugaana kuzza bujja ndagaano yaabwe kwebagabira amasanyalaze. Bano mumaka ga president baagenzeeyo,kawungezi kayise nga  bakulembedemu sentebe w’olukiiko […]

Abayizi ba YMCA e Mukono balumbye Nambooze

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abayizi b’ettendekero lya YMCA e Mukono olwaleero balumbye omubaka Betty Nambooze mu maka ge nga bagala ayingire mu nsonga zaabwe. Abayizi bagamba nti basula bubi, balya bubi ebraoala abatwala ettendekero byebatafuddeeko, ngolunnaku olwe ggulo poliisi yabakubyemu nomukka ogubalagala. Wano omubaka Nambooze agumizza […]

Museveni asisinkanye Mutebire ne Mulyagonja

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Mungeri yokugonjoola obutakanya wakati wa Governor wa banka enkulu Emmanuel Tumusiime Mutebile ne kalisoliiso wa gavumenti, omulamuzi Irene Mulyagonja, President Museveni asisinkanye abantu bano bombi, era nabalagira okwetereeza. Bano baliko akafubo kebabaddemu okumala ebbanga nebabaako byebamulungula. Kalisoliiso yawandikira gavana ebbaluwa ngamulaga nga bwagenda okunonyererza ku […]

Ebitongole biwagidde amazalibwa ga Beene

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Amagombolola okuva mu Masaza okuli, Gomba, Ssese ne Ssingo, gakiise embuga mu nkola ya Luwalo-Lwaffe era galeese oluwalo lwa bukadde 30 nomusobyo. Ku mukolo gwegumu ekibiina kya UHMG kiwagidde emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 63 bwekiguze obujoozi bwa bukadde busatu 3. Ate […]