Amawulire

Poliisi ekakasizza obukuumi mu Easter

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Police ekakasizza obukuumi eri bann-Uganda mu wiiki entukuvu okuyitira ddala mu nnaku enkulu eza Easter. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima agambye nti newankubadde egwanga litebenkedde, wabula bali bulindaala kuba abamenyi bamateeka batera okukozesa ennaku zino okunyaga abantu. Kati abaddumizi bazzi poliisi mu […]

Eyawambye no’kutta omukazi e Masajja bamukutte

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Police ye Katwe eriko omusajja gwegalidde ku byekuusa ku kuwamba nokutta omukazi e Massaja ku nkingizzi zekibuga ekikulu Kampala. Charity Kyohirwe owemyaka 33 omulambo gwe gwazuliddwa e Nalukolongo ku Lwomukaaga, oluvanyuma lwokuwambibwa abatamanya ngamba ku Lwokuna lwa wiiki ewedde. Bwabadde ayogera ne […]

Poliis ye Mbalala e Mukono Bajigobye mu kizimbe

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Emmotoka ya magye ebadde ewenyuka obuweewo eyigiridde poliisi ye Mbalala kulwe Jinja e Mukono nga esigadde ku ttaka ekiwadde nabasibe omwaganya okutoloka. Mmotoka namba H4DF1285 ebbade eva Kampala okudda e Jinja eremeredde omugoba waayo, netomera poliisi eno ngetukidde ku kasenge mwebasibira abasibe. […]

Banakatemba basabidwa okwegatta.

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Abazanyi ba katemba, ko n’abayimbi basabiddwa okwekwata ekitore okusobola, okulwanirira ekisaawe kyabwe ekigambibwa okuba nga kisebengerera. bino bigidde mukadde nga  uganda yetegeka okwegata kunsi yonna okukuza olunaku lw’ebifo omuzanyirwa emizanyo  biyite Theatre, nga lino lwelwa World theater day. Twogedeko  n’ayogerera Uganda National […]

Abadde alimisa ente ekiyitiridde akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

By Abubaker Kirunda. E Buyende waliwo omusajja wa myaka 32  akwatiddwa lwakuda kunte ezirima n’azikozesa ekiyitiridde nezikoowa nezituuka n’okusowoka olulimi. Akwatiddwa ategerekese nga Diwume Wabalezi omutuuze ku kyalo  Kagulu  , nga ono kigambibwa nti abadde amala olunaku lulumba nga alimisa ente zino, kyoka nga kimenya  […]

Abalunzi b’ente abaave mu kenya batandise okudayo.

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Steven Ariong. E Karamoja tutegezedwa nga abalunzi abasoba mu 8,000 abaava mu Kenya  okujja mu uganda bwebasengusse nebadda  kubutaka, nga kino kidiridde enkuba okutandika okutonya. Bano beebamu kwabo  abasoba mu 70,000  abajja mu uganda nga balina ente 127,000 era nga bamaze wano omwaka mulamba. […]

Katikiro ayagala Polisi eweebwe ebikozesebwa mukunonyereza.

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Samel Ssebuliba. Katikiro wa Buganda Charlse peter mayega asabye government okwanguwa okuwa police ebikozesebwa esobole okukola emirimo gyayo. Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda  wano , Katikiro agambye nti e kitta abantu kikyagenda mu maaso, kale nga police egwana okufibwako efune obukugu. on ategeezeza […]

Omukazi asse mujjawe owo’lubuto

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Alex Tumuhimbise Waliwo alipoota empya efulumizddwa aba Civil Society Budget Advocacy Group eraze nti mu mwaka gwebyensimbi 2016/17 abawala bangi abasoma, ku mutendera gwa primary bwogerageranya ne banaabwe abalenzi. Ebibalo biraga nti ku masomero ga primary 570 gebakolako okunonyereza, abaana omugatte emitwalo 41 bebayita […]

Akalulu ke’kikungo Uganda ssi keyetaaga

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe Akalulu akekikungo ssi Uganda kyeyetaaga wabula aokuzimba empagi za democrasiya, okusinziira ku mukubiriza wa palamenti ye gwanga lya Estonia. Abekibiina kya NRM ekiri mu buyinza bali mu ntekateeka okuleeta ekiteeso wabeewo akalulu kekikungo ku kyokwongeza ebisanja byomukulebeze we gwanga okuva ku myaka […]

UCC yakujjako amasimu amajingirire

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abakulu mu kakiiko kebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda Communications Commission bagamba bagenda kwongera amanyi mu kujjako amasimu agebikwangala. Akakiiko kalagidde amakampuni gamasimu okujjako essimu zonna enfu. Fred Ottunu omukwanaganya wemirimu gyekitongole nabe bweru mu UCC agamba nti kino tekirubiridde nsonga za byakwerinda […]