Amawulire

Abakyala basabidwa okulwanyisa enkola ey’okubakokojola.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Abakyala basabiddwa okukulembera kaweefube w’okulwanyisa enkola ey’okukomola abakyala efumbekedde mu mawanga ag’obugwanjuba bwa Africa, ko n’amalala nga uganda Kenya ne South Sudan. Jaha Dukureh nga ono yakulira ekibiina ekya Big Sister Movement,ekirwanyisa omuze guno mu Africa agamba nti kitutte ebanga nga enkola […]

Omusibe yeetugidde mu komera lya Polisi.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Mu district ye Rubanda Police etandise okunonyereza ku ngeri omuvubuka wa myaka 19 gyeyetugidemu mu kaduukulu ka police . Afudde ategerekeseko lya Gerald lyoka nga ono mutuuze ku kyalo Nyarurambi mu Rubanda district. Twogedeko ne Elli Matte ayogeera police ye Kigezi n’agamba […]

Abalamuzi ba kooti y’ensi yonna balayira leero.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.   Abalamuzi 6 abagenda okutuula mu kooti y’ensi yonna olwaleero lwebagenda  okulayizibwa , nga kuno kwekuli ne munayuganda omukyala  Solomy Balungi Bossa nga guno mukulo guli mu Hague ekya  Netherlands. Abalamuzi abalala abagenda okulayizibwa kwekuli Luz del Carmen  avude mu -Peru, Tomoko […]

Abasibe 14 batolose mu komera.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. E Kyotera Police eri ku muyiggo gw’abasibe e 14 abatolose mu kaduukulu ka poliisi . Abasibe abaatolose  kigambibwa nti baabadde ku misango gya kukwata bwana buto,kutulugunya,kubba saako n’okufuweta enjaga. Omusirikale atayagadde kwaatuukiriza mannyage agamba nti bano baasimye ekituli mu kisenge ky’akaduukulu nebatolokoka. […]

Museveni agaanye okuwooza abakyala abanaku

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya Sam Sseabuliba Abatuula ku kakiiko akataba abakyala mu gwanga aka women council basabye omukulembeze we gwanga okuteeka amaanyi mu kunonyereza ku kitta bakyala, n’okuwamba abantu okugenda mu maaso mu gwanga. Bwabade asoma obubaka obuvude mu kakiiko kano, omubaka Asamo Hellen Grace, akikirira abantu abaliko […]

Aba’Karamojja ku nguudo bagala gavumenti ebayambe

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abakyala aba-Karamaja abawangaliira ku nguudo, basabye gavumenti okusaawo polojekiti ezenjawulo, okubayamba okwejja mu mbeera gyebalimu. Bano bagamba nti basabiriza mu Kampala kubanga balina abaana, era balaina okubatusiza ekyokulya. Bano bagamba nti mpaawo nkyulalyuka enatukibwako, nga bbo bali ku nguudo bakyabonabona nabaana baabwe.

Presidenti Museveni avumiridde ekyabasibe okutoloka

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni akangudde ku ddoboozi ku bumenyi bwamateeka obukudde ejjembe mu gwanga. Presidenti Museveni asinzidde Mityana ku mikolo gyokukuza olunnaku lwabakyala, natageeza nti poliisi ebaddemu obunafu ekiwadde abamenyi bamateeka mu bibuga, okwejiriisa. Museveni yemulugunyizza kungeri abateberebwa okutemula abantu […]

Abakyala baagala alipoota ku kuttibwa kwabanaabwe.

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Minister akola ku nsonga z’ekikula ky’abantu  omukyala Janet Mukwaya  atenderezza abakyala olw’okubeera abasaale mukulwanyisa mukenenya, nga ono kaakano aganze akendeera mubuzito. Minisita agamba nti abakyala b’egwanga abalina akawuka kano eby’okumira edagala bakitutte nga ekikulu, wabula nga abasajja bo bakyali bamunyoto. Ate bo […]

Emikolo egyokukuza olunaku lw’abakyala gitandise.

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Ebifaanayi bya Alex Esagala. Agava e Mityana ku mikolo gy’abakyala  galaga nga omukulembeze we gwanga bwamaze okutuuka ku kisaawe kye Busubizi nga eno wewali emikolo emikulu egy’okukuza olunaku lw’abakyala. Omukulo guno gutambulidde wansi w’omulamwa ogw’okutumbula embeera zomukyala oomukyalo, naye aganjulwe mu bibala […]

Omusajja asse mukyala we lwa nkumi ttaano.

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Francis Mugerwa. E Kakumiro Police eriko omusajja gw’ekutte, nga ono kigambibwa nti yazze kumukyalawe namutta nga amulanga kugaana kumuwa nsimbi  Shs.5000 zaabadde amubanja. Ono okukwatibwa  agiddwa ku kyalo  Kikoora mu gombolola ye Kakinso gyabade yeekwese, oluvanyuma lw’okukozesa ejambiya natema mukyalawe Norida Komwaka  namutta. Ebyakazuuka biraga […]