Amawulire

Bishop Kazimba asomozza abayivu

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Obuyigirize butekeddwa okutekatyeeka abantu kulwe nkyukakyuka empya mu bulamu ate nokukyusa abalala. Buno bwebubadde obubaka bwomulabirizi we Mityana Bishop Kazimba Mugalu, bwabadde akulembeddemu amattikira agomulundi ogwe 18th aga Uganda Christian University e Mukono. Avumiridde obwonenofe mu nsi nemizze nga enguzi, nagamba nti […]

Aba FDC balumbye poliisi olwo’kubesamba mu kugaba omusaayi

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Abekibiina kya FDC balumbye police olwokukyusa ekiffo webabadde bategekedde okugaba omusaayi, olwaleerop nga bagamba nti kandiba nga kabaddi kagenderere okubekutulako. Police mu kusooka bagamba nti baali bakanyizza ne FDC okugabira omusaayi ku city square, mu masekati gekibuga wabula oluvanyuma bakyusizza okudda e […]

Gavumenti esabiddwa ku byokwerinda

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Gavumenti esabiddwa mungeri eyobwangu okukola ku butakanya ne ndoliito eziri wakati webitongole ebikuuma ddembe mu gwanga. Kino kijidde mu kadde, ngomuwala Suzan Magara eyali yawambibwa yazuliddwa nga yattibwa ekyalese nga kiwawaza egwanga. Okusinziira ku akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza, […]

Ekikoppo kya World Cup Kisubirwa mu Uganda

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Tom Angurini Poliisi egumizza egwanga nti ebyokwerinda biri gulugulu, wakati mu kwetegekera ebbinu lyokulaba ku kikopo kya World cup nga 6th March ku cricket Oval e Lugogo. Samson Lubega avunayizibwa ku nkolagana ya poliisi nabe bweru, yakaksizza bwati mu lukungaana lwabanamwulire lwatusizza olwaleero. Ekikoppo […]

Abaserikale bagabye omusaayi leero.

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba.   Police olunaku olwaleero  yegasse ku kaweefube w’okugaba omusaayi, era nga abaserikale nga 200 bebakunganidde wali e bwebajja leero okugaba omusaayi. Tutegeezeddwa nti ono yomu ku kawefube ow’okukuza sabiiti enamba ey’abakyala, era nga bino ebikujuko bigenda kukomekerezebwa  nga 8th omwezi guno ku […]

Omusomesa we Makerere alagiddwa okwamuka office .

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. E Makerere  agavaayo galaga nga omusomesa Dr Swizen Kyemuhendo  eyayogerwako nga  ayegadanga n’abaana okubawa obubonero bwalagiddwa okugira nga elekulira nga bwakyanonyerezebwako. Kinajukirwa nti sabiiti ewedde waliwo TV waliwo  eyamufuula ensonga , bweyamukolako egulire erilaga nti ono mukukabasanya abaana akwata kisooka. Kati ekiwandiiko […]

Palamenti yakuteesa ku butebenkevu mu gwanga.

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Abakulira oludda oluvuganya government omukyala Winnie Kiiza ategeezeza nga bwagenda okuwaliriza parliament eve muluwumula eteese ku nsonga eno mu bwangu. Ono wavirideyo nga abagwira mukaaga bebakafiira mu gwanga  mu mwezi guno oguwedde, songa  olunaku olw’egulo omuwala Suzan Magara eyawambibwa natibwa mubukambwe naye […]

Owemyaka 44 asobezza ku mwana

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Police mu district ye Kapchorwa ekutte omusajja wa myaka 44 nga ono alangibwa gwakudda ku kaana ka myaka 8 nakasobyako. Ono akwatidwa okuva ku kyalo Karasa mu gombolola ye Kaptanya mu district ye Kapchorwa. Ayogerera police yeeno Rogers Tayitika agambye nti  ono  […]

Amasomero agasomesa abasawo agatali ku mutindo gaakugalwa.

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Moses Ndhaye Government eragidde ekiwayi ekikola ku mutindo gw’ebyenjigiriiza mu ministry ekola ku by’enjigiriza okwanguwa okunonyereza ku masomero agasomesa obusawo era agatatuukana  na mutindo gagalwe Kuno okusalawo kukoleddwa minster akola ku by’enjigiriiza ebyawagulu Chrysostom Muyingo, nga ono ategeezeza nga amasomero gano bwegameruka buli kadde […]

Ensawo enzibizi yeetagisa mu bwangu.

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya Moses Ndhaye. Government esabiddwa okwongera okuteeka ensimbi mu bigwa tebiraze mu gwanga, nadala mukaseera kano egwanga nga likyatawaana n’ababundabunda. Kuno okusaba kukoleddwa  omukwanaganya wa parliament n’ebibiina by’obwanakyeea Jeef Wadulo, nga ono ategeezeza nti government egwana eteekewo amakubo ag’enkomeredde agayinza okuyitwamu okudukirira ebigwa tebiraze awatali […]