Amawulire

Kitatta ayanukudde ku misango, nebamuzaayo ku alimanda

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omuyima wakabinja ka Boda-Boda 2010 Abdullah Kitata has ddaaki akiriza okwanukula ku misango ejimuvunanibwa mu kooti yamagye, egyokusangibwa nebyokulwanyisa mu bukyamu. Kitata nabantu abalala 11 bwebavunanibwa wabula begaanye emisango 6 ejibasomeddwa. bano bazooka kulabikako mu kooti eno nga 13th February wa 2018  […]

Kattikiro ali Buddu

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akutiide abalimi okwetegekera okusimba ebirime. Katikkiro ali mu ssaza lya Buddu okulambula abalimi b’emwanyi abaganyuddwa mu nteekateeka y’obwakabaka ey’okugabira abantu ba Beene emwanyi. Katikkiro  alambudde ennimiro z’essaza okulimibwa ensuku, emmwanyi, obutunda nebintu ebiralala. Abalimi bakubiriziddwa okuba […]

Enkola ya Police n’omuntu wabulijjo yaakutekebwamu ensimbi.

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Police ya uganda etegeezeza nga bwetadde kubbali ensimbi akawumbi kalamba nga zino zezigenda okukozesebwa mukubunya, ko n’okunyikizza enkola eya police n’omuntu waabulijjo  okutuukira dala ku mutendera ogw’amagombolola. Ssabapolice we gwanga Gen Kale Kaihura agamba nti enkola eno egenda kusooka kugasa  ebitundu bisatu […]

Omukayala eyawambibwa attidwa.

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2018

No comments

Bya Andrew Baagala.   Amawulire ag’enaku  getwakafuna galaga omukyala  Susan Magara  ayawambibwa okuva wano e Lungujja mu Lubaga Division  bw’asangiddwa nga attidwa omulambobgwe n’egusulibwa e kajjansi lu luguudo olwa Southern by pass. Twogedeko n’ayogerera police mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigire naakakasa nga omulambo gwa  Magara […]

Eyali omubaka Kipoi avunanibwa kweyita musawo wa’kinansi

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2018

No comments

Bya Isaac Mufumba Eyali omubaka wa Bubulo West Tony Kipoi Nsubuga avunanibwa misango gya bufere, ngabadde yeyita musawo wa kinansi. Ono olwaleero atekeddwa okulabikako mu kooti mu gwanga lya Botswana mu kikuba ekikulu Gaborone okusomerwa emisango 4 egyekuusa ku kufuna ensimbi mu lukujjukujju. Kipoi kitegezeddwa […]

Abagwira abalala babiri bafiiridde mu Uganda.

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Nga police ekyanonyereza ku bagwira bana abakafiira wano mu Uganda, nate waliwo abalala 2 abazuriddwa nga bafiiride mu bitundu eby’enjawolo. Omu kubafudde munansi wa Germany Hans Jurgen nga ono yaffa nga 23rd February , amangu dala nga yakatusibwa e  Nsambya  okufuna  obujanjabi, […]

Taata asazeeko omwana Namagalo naafa.

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2018

No comments

By Abubaker Kirunda. Police e  Mayuge enoonya omusajja  nga ono azze ku mwanawe omuto n’amusalako akagalo ak’omukaaga kayite ka Namagalo okukakana nga afudde. Akwatidwa ye Gumusinze Waiswa  omutuuze we Mbirizi mu gombolola ye Baitambogwe , nga ono olutegedde nti omwanawe eyakazalibwa alina Namagalo ye akutte […]

Omubaka Nambooze aweze okulwanyisa ”ekiggala masomero”

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya. Omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze Bakireke aweze okuwakanya ekyo’kuggala amasomero mu kitundu kye ng’agamba nti kigendereddwamu kunyigiriza omuntu omunaku. Kinajjukirwa nti amasomero agali mu 10 gegaddwa wiiki ewedde olw’obutatukiriza bisanyizo, nga bassa mu nkola ekiragiro kya ministry y’ebyenjigiriza. Omubaka Nambooze […]

Gen.Kayihura aweze okugogola police.

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Ssabapolice we gwanga Gen kale Kayihura aweze nga police bwegenda okwongera amaanyi mu bikwekweto byekola okwetoloola uganda yonna okusobola okumalawo ekiwendo gy’abamenyi b’amateeka ab’eyonggedde. Gen Kaihura okwogera bino asinzidde wali ku tendekero lya Police ekigo ewatudde akakiko ka police, nga omulamwa […]

Omwoleso gwa Pearl of Africa Tourism Expo gutandise

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omwoleso gwa Pearl of Africa Tourism Expo gutandise amakya aga leero mu Jubilee Park wano mu Kampala “nomulanga okuddamu okuzuula ekkula eriri mu gwanga lyaffe”. Omwoleso gwetabiddwamu abolesa 200 okuva e bunayira nabomunda mu gwanga. Vincent Mugaba, omwogezi wekitongole kyebyobulambuzi ekya Uganda […]