Amawulire

Amasomero 8 gagaddwa

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatwala ebyenjigiriza mu munisipaali ye Mukono bagadde amasomero g’obwananyini 8 olw’obutatukiriza bisanyizo ebisokwerwako. Kumasomero agaggadwa kuliko Eran Pre and P/School, Kitete Christian Nursery School, Blue Light Junior School n’amalala ng’agasinga gabadde tegalina bizimbe bimala abaana mwebasomera, abasomesa obutaba na bbaluwa za buyigirizze, […]

Abantu 28 bebakwatiddwa e Bukomansimbi

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2018

No comments

Bya Malikh Fahad Poliisi ye Bukomansimbi eriko abantu 28 begombyemu obwala mu kikwekweto ekikoleddwa mu kiro okwetoola district. Ekikwekweto kibadde mu magombolola okuli Bigasa ne Kitanda, oluvanyuma lwokwemulugunya okuva mu batuuze ku bumenyi bwmaateeka obweyongedde. Abataka bagamba nti abavubuka bangi bamala obudde mu zzaala ekyandiba […]

Omupoliisi Muhamad Kirumira ayimbiddwa.

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2018

No comments

Bya Kato joseph. Eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende Muhammad Kirumira kyadaaki awereddwa okweyimirirwa olwaleero. ono okuteebwa Kidiridde Assistant commissioner wa poliisi Sam Omara okuvaayo okumweyimirira. Kirumira gyebuvuddeko bamutekako obulippo, okuli okuleeta abamusinga amayinja okumweyimirira wamu nokweyanjula eri ekitongole kya police ekikwasisa empisa […]

East afriica yakuzimba amakolero g’edagala.

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  asabye abakulembeze bane abali mu mukago gwa  East Africa okugatira wamu amaanyi okulaba nga bakola ku mitawana gyonna egy’ebyobulamu egitawanya amawanga gano. President okwogera bino abade wali e munyonyo mu lusirika lw’amawanga amagatte olugenda mu maaso, nagamba […]

Maama azirikidde mu Kooti

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Waliwo maama azirikidde mu kooti e Mukono omusajja eyamukwatira omwana bwakkirizza nti ddala omusango yaguzza wabula nasaba ekisonyiwo. Maama ategerekese nga Nalumansi Christine owe Kibubbu mu gombolola y’e Kawolo mu district y’e Buikwe abadde amaze emyaka 6 ngalepuka nomusango. Wabula omuvunanwa Mulo […]

Eyegadanga ne Muzzukulu we asibiddwa emyaka 25

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi asindise ssemaka mu nkomyo amaleyo emyaka 25, olwokukira muzzukulu we okwegadanga naye. Leevi Wandega owemyaka 65 omutuuze w’e Kanyogoga mu gombolola ye Naggojje e Mukono kigambibwa nti yakabawaza muzzukulu we owemyaka 8. Okusinziira ku ludda […]

Magufuli asubiza Okunywa ssukaali wa Uganda

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga lya Tanzania, John Pombe Magufuli atuuse mu gwanga olwaleero okwetaba mu lukungaana lwabakulembeze bomukago gwamawanga gobuvanjuba olwomulundi ogwe 19th olwa Ordinary East African Community heads of state Summit olunajubwako akakwuuwo kumLwokutaano lwa wiiki enos. Nga yakatuuka kuno, Magufuliz yevubye […]

Abakozi mu kkolero lye’mitayimbwa banusizza omukka ogwobutwa

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakozi mu kkolero lyemitayimbwa erya Tembo Steels Uganda Ltd e Lugazi amakumi 50 bali mu ddwaliro oluvanyuma lwekyuma ekyajidde mu bikadde oba Scrap okwabika nekivaamu omukka ogugambibwa nti gwa butwa, ekyaviriddeko abakozi okuziyira. Bino byabaddewo ku Sunday, ngabakoseddwa bali mu ddwaliro lya […]

Ebibuuzo bya S.6 bikomyewo- abaana abaatuka baakendedde.

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye ne Ndaye Moses .   Olunaku olwaleero ekitongole kya UNEB lwekifulumizza ebyavudde mu bibuuzo by’abaana aba S.6 nga bino biraze nga abaana bwebaakoze obubi okukira ku baana abaakola mu mwaka gwa 2016. Ebifulumye biraze nga abaana abafunye principle pass esatu bwebaabadde 34,819, […]

Banayuganda balabuddwa ku ndwadde ezijjira mu nkuba.

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe . Ministry ekola ku by’obulamu esabiddwa okufuba okunonyereza ku ndwadde ezibalukawo nga bukyali, nga kwogase n’okukaza amaaso ku ndwadde enkambwe eziyinza okubalukawo nadala mu kaseera  kano ak’enkuba etandise. Kuno okusaba kukoleddwa akulira ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde Dr Festus Luboyera bweyabadde ategeeza […]