Amawulire

Ababundabunda mu uganda baakubalibwa bonna.

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Akakiiko akakola ku nsonga z’ababundabunda mu kibiina ky’ensi yonna, kategeezeza nga bwekamaze okutongoza enkola egenda okuyitwamu okubala ababundabunda abali mu uganda bonna. Bano webaviirideyo nga kyakazuuka nti waliwo abakungu mu office ya ssabaminister abagezza omuwendo gwababundabunda abali mu uganda okukakana nga babye […]

Poliisi eyongedde okukakasa nti abagwira babiri bafudde butwa

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Okufa kwabagwira babiri abisirizza ogwenkomerero mu Uganda kitereddwa ku kukozesa biragalalagala, okusinziira ku alipoota zabasawo ezekikugu Tersvouri Petteri munansi wa Finland yafiira ku Pearl of Africa Hotel, Alex Sebastian omu-Swedi yasangibwa nga yafiira mu Sheraton Hotel. Abalala kuliko Montigai Watson ne Rita […]

Mukyala wa Muhamadh Kirumira azadde mulenzi

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Kabitte weyaliko omuduumizi wa police ye Buyende ASP Muhammad Kirumira  olwaleero azadde omwana mulenzi wali ku dwaliro e Rubaga. Ono asumulukuse ku ssaawa 9, omutabani n’atuumibwa erinya lya kaweesi nga kitaawe bweyalagira. Tukitegeddeko nti Kirumira yategeeza kitaawe nti mukyala we Mariam Kirumira […]

Ekiddukano kibaluseewo mu nkambi za’babundabunda

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ministry yebyobulamu ekakasaizza okubalukawo kwekirwadde kyekiddukano mu nkambi zababunda bunda okuli eye Kyagwale ne Kigolobya mu district ye Hoima. Okusinziira ku mwogezi wa ministry yebyobulamu Vivian Sserwanja kinop kivudde ku bungi bwemponzi abava ku mulirwano mu gwanga lya Democratic R. ya Congo […]

Kassaija yegaanye okubba ensimbi

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Ritaha Kemigisa Minister webyensimbi Matia Kasaija ategezeza nti talikko nsimbi za gavumenti enewole zeyabulankanya. Bino webijidde nga ssababalirizi webitabo bya gavumenti aliko okunonyereza kwaliko ku nsimbi obukadde bwa dollar za America 200 oluvanyuma lwokwemulugunya okuva mu babaka ba palamenti, nga bagala ono nomuwandiisi we […]

Alumbye bba ngamutebereza obwenzi amusanze muffu

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omukazi alumbye bba ku mulimu gy’akolera ng’amusubiriza obwenzi wabula kimubuuseeko bw’amusanze mu nnyumba nga mufu. Rosemary Asele owemyaka 38, alinnye takisi mu busungu okuva e Tororo n’agenda mu ddwaaliro ly’e Bugiri, bba Dan Anthony Kalumula owemyaka 45, gy’akolera ng’amuteebereza okuba n’omukazi omulala […]

UNHCR yakukola okunonyereza okwayo ku buli bwenguzi

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole kyensi yonna ekirera ababundabunda ekya United Nations High commissioner for refugees kitegezeza nga bwekigenda okukola okunonyereza, okwakyo ku vvulugu wokubulankanya ensimbi, mu bakungu ba gavumenti ya kuno. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku wofiisi zaabwe amakya ga leero, omwogezi wekitongole Teresa Ongaro […]

Obwakabaka buwakanyizza alipoota

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza alipoota eyekiseera eyafulumiziddwa, akakaiiko akatekebwawo okunonyereza ku mivuyo gye ttaka. Bino bibaddewo amagombolola, Makulubita ne Nnyimbwa bwegakiise embuga mu nkola eya Luwalo Lwaffe mwebetekidde ettu lya bukadde 3. Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga bwabadde abatikkula agambye nti, […]

Abantu 2 bafiiride mu birombe bye Mubende.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti. E mubende abantu Babiri bafiridde mu kinya kya fuuti 600 bwebabadde basima Gold mu kirombe kya Kayonza e kitumbi Mubende. Abafudde kwekuli Kagaba Moses ow’emyaka 32 nga abadde mutuuze ku kyalo Lubaali wamu ne Ssenyonjo Andrew ow’emyaka 28 nga ye abadde mutuuze […]

Omuvubuka asadaase omwana afune obugaga.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti. Police e kyegegwa ekute omuvubuka wamyaka 20 lwa kuwamba mwana wa myaka 10 namusadaaka n’ekigendererwa eky’okufuna obugagga. Ettemu lino libadde ku kyalo Kijongobya mu gombolola ye Luyonza e Kyegegwa nga okusinzira ku taata w’omwana atiddwa Bumali Kaawa mutabani we Mukune Abdallah abadde […]