Amawulire

Poliisi ezudde omulambo Entebbe

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Paul Adude Police ku mwalo gwe Kasenyi mu Town council ye Katabi Entebbe eriko omulambo gwezudde nga gubadde gukukusibwa ku kimotoka kika kya kabangali namba UAW 994/W. Kino kidiridde abamu ku bavubi okubaguliza ku poliisi nti waliwo bebalabye nga baliko byebasiba mu kiveera nebateberezza nti […]

Abasibe batolose mu kaduukulu ka kooti.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. E masaka : Wabaddewo katemba ku court e Masaka abasibe babiri bwebabuuse okuva mu kaduukulu ka court , nga eno ebadde ekubirizibwa akulira court ento e Masaka Samuel Munobe gy’abadde akubiriza. Abasibe abatolose kubaddeko Musa Galiwango saako ne Muhammad Kiddawalime nga bano […]

Police etongozezza ebikujuko by’olunaku lw’abakyala.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Wano mu Kampala,abakyala abaserikale okuva mu bitongole bya police byonna bakedde ku nguudo okulambika entambula y’ebiduka, nga ono yoomu ku kawefube ow’okukuza sabiiti enamba eyabakyala,ate olunaku lwenyini lukuzibwe nga 8th  omwezi guno. Kati  bano leero bakedde kubuli nkulukungu, nga amakulu kulaga gwanga […]

Ateberezebwa okutta baawe akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiti Police e Mubende ekute omukazi Katusiime Christine owemyaka 42 eyatta bbawe Lugumayo Vicent ku ntandiikwa ya Week eno. Ettemu lino lyaliwo ku Monday ya Week eno ku kyalo Kabalungi mu gombolola ye Nabingoola e Mubende Christine Katusiime bweyakuba baawe omuggo ku mutwe […]

Omusajja yetugidde mu Lodge.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Entiisa ebuutikidde abatuuze be Walukuba  wano mu -Masese Division , omusajja wa myaka 30 bweyetukidde mu lodge. Samuel luuka  nga mukozi wa Bidco yaasangiddwa nga yetugudde mu lodge emu esangibwa e Masese amakya ga leero. Kigambibwa nti omugenzi ono okwejja mubudde akozeseza […]

Kizuuse nga masekati ku bannayuganda tebalina kyakulya.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo okunonyereza okukoleddwa nezisuuka nga masekati ku bannayuganda  tebalina nsimbi zakwebeezawo, era nga  tebalina na kyakulya kyamisana na kyagulo. Kuno okunonyereza kwakoleddwa  ekibiina ekya Twaweza, nga kwalaze  nti ebitundu 84% kubannayuganda sibasanyufu n’engeri eby’enfuna bya uganda gyebidukanyizibwamu. Bwabadde afulumya alipoota eno Marie […]

Aba NRM tebalina nsimbi ez’okunoonya kalulu ak’ekikungo ku kisanja.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune. Nampala w’ekibiina kye NRM omukyala Ruth Nankabirwa ategeezeza nga kaweefube w’okunoonya akalulu k’ekikungo gwebatongozza bwatalina nsimbi zigenda kumuvugirira Kinajukirwa nti bano baasinzidde kiboga ku lunaku olwa sunday oluwedde nebategeeza nga bwebatongozezza kaweefube ow’okusaba bannayuganda bakirize  omukulembeze we gwanga afuge emyaka 7 okuva […]

Ababundabunda beetaga masomero gaabyamikono.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Minister omubeezi akola ku bigwa Musa Ecweru asabye abagabirizi b’obuyamba okuzimba amasomero ag’ebyemikono mu nkambi z’ababundabunda gayambe okusomesa abantu bano abeeyiwa mu uganda,waakiri babeeko amasomo g’ebyemikono gebayiga. Ono wayogeredde bino nga ababaundabunda abajja mu uganda buli kadde beyongera , era nga mu […]

Police yakunonyereza kunkola ya ISO.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya ssebuliba samuel Police etegeezeza nga bwegenda okutandika okunonyereza ku bigambibwa nti ekitongole ekiketera munda mu gwanga ekya ISO kyebade kiwambye omukyala munsi w’egwanga elya congo nga ono abadde amaze anaku 5 mubuwambe. Omukyala ono Nganga Bibiche Bola kigambibwa nti yawambibwa  nga 23rd, Feb 2018  […]

Abadukanya wooteri bagumiza bannayunda ku butemu

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2018

No comments

BY TOM BRIAN ANGURINI. Banyini woteri  mu Uganda abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Hotel Owners Association bagumizza bannayuganda nga ebifo ebisulwamu byonna bwebirina obukuumi obumala . Bano okuvaayo kidiridde abagwira kaakano abaweze mukaaga okufiira mu uganda nga abasinga baafiridde mu mawooteri gano. Twogedeko ne […]