Amawulire

Olukiiko oludabiriza Twekobe luweze okukola

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Mungeri yokutukirizza obuvunanyizibwa, bwokuddabirizza Twekobe ssentebbe wolukiiko Godfrey Kirumira  kulwa banne, atandiise omulimu. Kirumira ategeezezza nti bagenda kukola Twekobe ebeere nga g’emaka ag’ennono agasinga ekitiibwa ku lukalu lw’Omuddugavu. Mungeri yokusosowazza ebikujjuko bya Jubilewo Kabaka  yayungudde basajja be enkwatangabo okukulemberamu omulimu gw’kuyooyoota Twekobe […]

Aba DP bakuwakanya akalulu kekikungo

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina kya Democratic Party balayidde okuzira akulul kekikungo, ku kwongeza ekisanja kyomukulembeze we gwanga okuva ku myaka 5 okudda ku myaka 7. Ssenkaggale wa Nobert Moa abadde ayogera ne banamwulire ku wofiisi zekibiina mu Kampala nagamba nti, bino byebimu ku bigenda okutesebwako […]

Lukwago azeemu okuwakanya etteeka lyekibuga

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago asabye akakiiko ka palamenti akensonga zobwa Presidenti obutakirza tteeka erye nnongosererza erya kibuga era KCCA Amendment Bill, 2017 ngayongedde nalabula nti tteeka bbi nnyo era lyabulabe. Lukwago abadde alabiseeko neba kansala ba KCCA mu kakiiko akakubirizibwa […]

Aba Kaweesi bagala bayimbulwe

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abantu 10 abavunanibwa okutemula eyali omwogezi wa polisi mu gwanga Andrew Felix Kawesi basabye omulamui wa kooti ento etuula e Nakawa okugoba emisango ejibavunanibwa kubanga oludda oluwaabi lulemesezza okuwulira emisango gino okutandika. Omuwaabi wa gavumenti Joyce Anyango asoose kutegeeza omulamuzi Noah Sajjabi […]

Omukazi bamulimbidde ku ssimu nebamutta

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omukazi owemyaka 27 attiddwa abatamanya ngamba mu district ye Mayuge. Omugenzi ye Rose Nantale ngabadde mutuuze we Bwonda zone C mu gombolola ye Malongo. Ono kigambibwa nti waliwo abamukubira essimu mu kiro kya Sunday nga bamusaba okumusisisnkana, wabula abe waka bagamba nti okuva […]

Abadde asamba omupiira afiridde mu kisaawe

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Entiisa ebutikidde abayizi ku ssomero Mayuge Hill senior secondary school mu gombolola ye Buwaya omuyizi owa S3 bwakalidde mu kisaawe, bwebabdde mu kutekebwe. Hamis Betonyeza abadde aweza emyaka 17 yafudde mu ntiisa bwebabadde bazannya omupiira. Omuddumizi wa poliisi mu district ye Mayuge […]

Abagaba ensigo bazireeta kikerezi

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukubiriza wa district ye Mukono Emmanuel Mbonye awanjagidde ekitongole kya Operation Wealth Creation okwanguyanga okutuusa ensigo eri abalimi naddala mu budde buno obwokusiga. Ono agamba nti ensigo okulwawo okutuuka eri abalimi kiviraako okusiga ekikerezi era nekivaako enjala mu bana-Uganda ate noluusi byebassize […]

Poliisi ekoze enkyukakyuka mu basajja baayo

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Police eriko enkyukakyuka zeekoze mu basajja baayo abawerera ddala 88, nga bakyusiddwa nebasindikibwa mu bifo ebyenjawulo. Abamu bakyusiddwa kuliko Patrick Onyango ngakomezeddwawo ngomwogezi wa police mu Kampala nemiriraano. Abalala abakyusidwa kuliko John Mwaule, agenze mu district Rukiga. Nyangoma Grace agiddwa ku  Old […]

Aba DP bagala akakiiko kanonyererze ku Poliisi

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Democratic Party bagamba nti police bweba yakutereera elina okukyusibwa kumpi yonna, nadala eri abasirikale ab’okuntuko. Bwabade ayogerako ne banamawulire ku office zekibiina ku City House, ssenkaggale wa DP Nobert Moa  agambye nti okugoba kaihura mpaawo kyekitegeeza, kubanga kakano police yonna yavunda dda. […]

Ateberezebwa okutta abantu e Masaka akwatiddwa

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Malik Fahad. Police e Sembabule  ekutte omusajja nga ono kigambibwa nti yabadde aduumira abanyazi ababissa emmundu, nga bano bebasse  n’abantu babiri  mu bunyazi bwebaakoze ku Sunday Akwatiddwa mutuze we Nakasenyi  e  Sembabule , nga bano kigambibwa nti bebaalumbye eduuka ely’emigaati elya William Byarugaba ku […]