Amawulire

E kamuli abazadde n’abaana bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Opio kaleb. Kamuli police ekutte  abantu 56  okuli abazadde n’abaana nga bano nga babalanze kugaana kugenda mu masomero, ko okukola obwa kirereesi. Twogedeko n’aduumira  police ye Kamuli Collins Kyasimire n’agamba nti abakwatidwa kuliko abaana 36 n’abazadde 20 nga bano bagidwa mu bitundu nga Buwanume, […]

Buganda yakutta omukago ne America ku byamazzi.

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa.   Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu kitongole kye by’obulimi ekya BUCADEF, bwakutta omukago n’ekibiina kya Wells of Life okuva mu America n’ekigendererwa eky’okubunyisa amazzi mu bitundu bya Buganda ebyenjawulo. Katikkiro wa Buganda Charlse peter agambye ekintu ekisinze okunafuya enkulaakulana mu Uganda, […]

Abagenda okukuba kakuyege e jinja balabuddwa.

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Akakiiko ak’ebyokulonda kalabudde abagenda okwetaba mukunonya akalulu e jinja East nga bwebagwanaokugondera amateeka gokuloda , nadala obudde kwebalina okukomaa. Kinajukirwa nti olwaleero omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni   agenda Jinja east okunoonyeza munna NRM Igeme Nabeeta akalulu, songa ate ne Col Dr […]

Emisango gyo’kusobya ku baana gyegisinga e Mukono

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kkooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi alaze obwenyamivu olwabazadde bagamba nti bagufudde mugano  okugya ensimbi muba ssedduvutto. Mutonyi agamba nti kino kigotaanya emirimu gya kooti era ewatabaawo bwenkanya. Era alabudde abazadde obutaddamu kwesigisa baana babwe muntu yenna kuba eyo gyebafunira […]

Bataano bakwatiddwa poliisi lwa’kitta bazungu

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi etegezeza nti erina abantu 5 besubira nti bebabadde emabega wekitta bawgira, nga mu kaseera kano babalina mu ttaano. Bano basooka kukwatibwa ba mbega aba ISO naye oluvanyuma bwereddwa poliisi era okunonyereza kugenda mu maaso. Bino webijidde nga waliwo abagwira okwali Toomasjuha […]

Omusomo gwebyobusubuzi ogwa Monitor Thought leaders Forum gukubye kkoodi

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya File Photo: omwogezi omukulu Micheal Joseph Buli kyetagisa bwekiwedde wakati mu kwetegekera olukungana olwa Monitor Thought leaders Forum nga luno luleese abakugu mu byenfuna abali ku mutenedera gwensi yonna. Luno luganda kubeera ku Pearl of Africa Hoel mu Kampala ku lwokuna lwa […]

Omugagga bamukunyizza okubba ettaka

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo musiga nsimbi omuyindi Mahmood Balwahan akunyiziddwa mu kakiiko akanonyereza mu mivuyo gye ttaka lwakutwala ttaka lya gavumenti mu bukyaamu. Ettaka eryogerwaako lisangibwa ku plot 7/9 Chwa Link Lane-Mbuya eriwerako yiika 2 nekitundu nga lyamaggye  ga UPDF, saako ne lyekisaawe kya Nakasero […]

Aba FDC balayidde okukuuma akululu

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Aba FDC bategezeza nga bwebasindise ekibinja kyabantu baabwe abagenda okukuuma akululu ka Jinja East akokuddibwamu. Bano bagamba nti betegese okukuuma obuwanguzi bwabwe. Ssabawandiisi Wekibiina Nathan Nandala Mafabi asabye abakulembeze ba poliisi abagya, okulaga obukugu mu kulonda kuno, bewale kyekubiira. Paul Mwiru yakwatidde […]

Elly Tumwine bamulayizza kubwa minista

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni asabye ebitongole ebikuuma ddembe nabantu babulijjo, okukolenga awamu okusobola okuwereza obulungi abasigadde. Presidenti Museveni bino abyogeredde mu kulayiza minister webyokwerinda omugya Elly Tumwine mu maka gobwa presidenti Entebbe. Presidenti Museveni alaze obwetaavu obwokuziba emiwaatwa egiri mu byokwerinda […]

Abantu Babiri bafiiride mu mugga kiyira.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Wano e jinja waliwo abantu 2 abafudde nga kino kidiridde okugwa mumugga kiyira. Abafudde kuliko  Bosco Mutesa ne  Peter Mukuwa nga bonna batuuze  Kaitabawala  mu gombolola ye Mafubira wabula nakakano emirambo gyabwe teginagibwayo. Omu kuberabideko nga bano bagwayo  Margret Nalubega  agamba nti […]