Amawulire

E kamuli abazadde n’abaana bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Opio kaleb.

Kamuli police ekutte  abantu 56  okuli abazadde n’abaana nga bano nga babalanze kugaana kugenda mu masomero, ko okukola obwa kirereesi.

Twogedeko n’aduumira  police ye Kamuli Collins Kyasimire n’agamba nti abakwatidwa kuliko abaana 36 n’abazadde 20 nga bano bagidwa mu bitundu nga Buwanume, kasoigo, ne Bunangwe zones  nga eno gyebabade bakedde okunywera omwenge ko n’okuzannya zaala.

Alamazani Wanume  nga ono yakola ku by’enjigiriza e Kamuli era nga yakulembedemu ekikwekweto kino agambye nti abazadde abakwatidwa bebalemesa abaana okugenda mu masomero,okukakana nga ebyenjigiriza