Amawulire

Katonda yakyawaniridde obwakabaka

Katonda yakyawaniridde obwakabaka

Ivan Ssenabulya

July 31st, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa ne Ivan Ssenabulya Mukama Katonga yakyawaniridde obwakabaka era, bwakuberawo okutuusa nga Katonda akyaliwo. Omulabirizi Samule Kajoba akulira ensikiziriza ya Seventh Day Adventist Church mu Uganda, yagumizza Obuganda bwati bwabadde akulembeddemu okusaba ku mattikira ga Ssabasajja agemyaka 25, agabumbujjira mu Lubiri e Mengo. […]

Abantu 6 bafiridde mu kabenje e Kampiringisa

Abantu 6 bafiridde mu kabenje e Kampiringisa

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Okutandikirako mu mawulire age nnaku, abantu 6 bafiridde kabenje agagudde e Kampiringisa ku luguudo lw’e Masaka mu district y’e Mpigi. Taxi UAE462/Z ebadda edda e Kampala eyambalaganye ne Toyota Wish namba UBB573/M ebadde edda e Masaka. Omwogezi wa police mu bitundu bya […]

Museveni agamba nti abalamuzi ssi bebafuga egwanga

Museveni agamba nti abalamuzi ssi bebafuga egwanga

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni avudeyo nayogera kyababaka okweyongeza emyaka okuva ku 5 okudda ku musanvu kooti kyeyagobaganya. Kinajukirwa nti abalamuzi bonna omusanvu baagala okyababaka okweyongeza emyaka, nga bagamba nti kimenya mateeka. Ono okwogera bino abadde mu gwanga lya South Africa  gyali […]

Kabaka ayanirizza Asantehene owe Ghana

Kabaka ayanirizza Asantehene owe Ghana

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Ssebuliba samuel. Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 ayanirizza mubutongole omugenyi we omukulembeze Asantahene, mu lubiri wano e Mengo Mu nsisinkano eno Katikiro wa Buganda alombojjedde abagenyi ebyafaayo bya Buganda okuviira dala kukaba kintu, okutuusa leero ku mulembe omutebi. Ono ategeezeza Asantahene […]

Abekulembeze abe nonno mwekwase Katonda

Abekulembeze abe nonno mwekwase Katonda

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba ne Ivan Ssenabulya Abakulembeze ab’enono basabiddwa okukwesigama nga kumukama nga bawereza abantu bebatwala, era bamwekwase mubuli kyebakola. Bino byogeddwa akulira obusumba bwe Namirembe Bishop Kityo Luwalira bwabadde akulemebedemu okusabira ssabasajja Kabaka wa Buganda, kko nomugenyiwe Asantahene akulira obwakabaka bwa Asante okuva mu […]

Museveni agamba okulonda kwe Bugiri kwabaddemu obusosoze

Museveni agamba okulonda kwe Bugiri kwabaddemu obusosoze

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Musevei avumiridde obusosoze mu mawanga, bwagamba bweyolekedde mu kulonda kwomubaka wa munisipaali ye Bugiri. Okulonda kuno kwawanguddwa presidenti wa JEEMA Asuman Basalirwa. Mu kiwandiiko kyawerezza okuva e South Africa gyeyetabye mu lukungaana lwebyobusubuzi olwa BRICS, Museveni agambye […]

Abantu bakubudabudibwa ku bwereere.

Abantu bakubudabudibwa ku bwereere.

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Ivan ssenabulya . Abakola ogw’okubudabuda abantu mu gwanga abeegatira mu kibiina ekya Uganda counselling Association bategeezeza nga bwebagenda okutegeka okubudabuda abantu okw’obwerere mu mwezi guno gwetugenda okuyingira ogw’omunana. Twogedeko n’omwogezi w’ekibiina kino Ali Male,nagamba nti abantu benyiyiddwa obulamu olw’ettemu erigenda mu maaso, obwavu obutakya […]

E gwanga lyonna lyakudamu okutekateekebwa.

E gwanga lyonna lyakudamu okutekateekebwa.

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Government ategeezeza nga bwetandise okukola entekateeka egenda okulambika enkulakulana, kko n’ozimba amayumba mu gwanga lyonna nga eno emanyiddwa nga National physical development plan. Okunonyereza kulaga nti wegunakonera omwaka 2040 nga abantu abasula mu Kampala n’emiriraano bakoonye obukadde 15. Twogedeko ne Samuel Mabala […]

Sipiika ayagala abazadde abafumbiza abaana abato bakwatibwe

Sipiika ayagala abazadde abafumbiza abaana abato bakwatibwe

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2018

No comments

Bya Joel Kaguta Speaker wa parliament Rebecca Kadaga alagidde abakulembeze b’ebitundu okukwata abazadde abatatwala baana mu masomero, nga kwogasse n’okufumbiza abaana abakyali abato mu bitundu bye kasese. Ono agamba nti omulimo gw’abano kulaba nga abaana babeera mu masomero naddala abawala, kale nga abazadde abatafaayo bagwana […]

Ssabasajja akwasiddwa ekizimbe Namulondo.

Ssabasajja akwasiddwa ekizimbe Namulondo.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya  Shamim Nateebwa     Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11, ajjukiza Obuganda ku bukulu bw’ebyenjigiriza mu Buganda. Ssabasajja okwogera bino abadde ku tendekero lya Buganda Royal Institute, nga akwasibwa ekizimbe ekyabuddwamu  ssekabaka Mulondo, nga bino by’ebimu ku birabo bya ssabasajja ebyamatikira gano […]