Amawulire

E luweero Ssemaka attidwa mubukambwe.

E luweero Ssemaka attidwa mubukambwe.

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba.       Police wano e Luweero, etandise okunonyereza ku musajja asangiddwa nga afiiride kukubo amakya ga leero. Afudde ategerekeseeko lya Ssentongo  atemera mu myaka nga 50, nga ono abade mutuuze ku kyalo Kisooba, wano mu Bombo town council. Ayogerera police yeeno, […]

Eby’okuzaawo Nakivubo biwanvuye.

Eby’okuzaawo Nakivubo biwanvuye.

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.       Kampala:Okulwawo okuzimba ekisaawe kye Nakivubo kyogedwako nga ekivudde ku government okulemwa okugoberera endagaano gyeyasaako omukono nabazimba ekisaawe kino. Twogedeko ne Hamis Kigundu , nga ono yeyali yeeyama okuzimba ekisaawe kino naagamba nti government ekyalemeddwa okutuukiriza obukwakulizo obwali mu ndagaano […]

Abakyala basinga bali mubufumbo obubanyiga.

Abakyala basinga bali mubufumbo obubanyiga.

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses.     Waliwo okunonyereza okukoleddwa ekitongole ekikola ku by’emiwendo ekya Uganda Bureau of statis nga eno eraze nga abakyala ebitundu  68% bwebali mubufumbo obubanyiga, wabula nga ekibasigazzayo kukuuma baana baabwe. Bano bagamba nti abakyala bebaabuza bagamba nti mubufumbo bwabwe batudde kumpiso, wabula […]

Ssabapolisi afulumizza amateeka ku kulonda kw’olwokutaano.

Ssabapolisi afulumizza amateeka ku kulonda kw’olwokutaano.

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Riitah Kemigisa.     Ssabapolisi we gwanga Martin Okoth Ochola aliko amateeka gawereza eri abaduumira polisi ku mitendera egy’enjawulo, nga gano gegagenda okubalambika emirimo gyabwe nga bakuuma  okulonda okugenda okubaawo mu sabiiti eno. Ono agambye nti tebagenza nebakozesa amaanyi agayitiridde okukakanya embeera bweba ebatabuseeko,songa […]

Abaasoma bebasinga okwanguwa okugaba enguzi.

Abaasoma bebasinga okwanguwa okugaba enguzi.

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye.     Waliwo okunonyereza okukoleddwa nekizuuka nga abantu abasomyeko wano mu gwanga ate bwebakyasinze okwanguwa okugaba enguzi . Okunonyereza kuno okwakoleddwa aba Uganda National Bureau of Statistics ku by’obukulembeze, edembe kko n’obutebenkevu eraze nga abantu abaasoma abakola ebitundu 16 % bwebaali bagabye […]

Hajati Madiina akyali mulamu

Hajati Madiina akyali mulamu

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabaulya Amawulire getufunye, galaga ngomuyimbi Hajati Madiina bwakyalai omulamu. Amawulire agabadde gassaana anti ono afudde, wabula tutegezeddwa nti mulamu. Presidenti wabayimbi Andrew Benon Kibuuka ataukakasizza anti mulamu. Kati asabye abanatu baveeyo okumudukirirra. Omukwanaganya wabayimbi nabategesi bebivvulu Tonny Ssempija atubulidde nti bali mu ntekateeka, […]

Abalongo bafiridde mu muliro

Abalongo bafiridde mu muliro

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Waliwo abaana abalongo abafiridde mu muliro, ogukutte ennyumba mu munispaali ye Njeru e Buikwe. Entiisa eno abadde ku U.E.B mu Kabuga ke Njeru. Daniel Magumba eyerabiddeko nga mulirwana abazadde babaana bano tebabaddeewo, omuiro wegukwatidde. Abaana bano babadde ba myaka 5, ngoluvanyuma poliisi […]

Omusajja afiridde emu kidiba

Omusajja afiridde emu kidiba

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Malikh Fahad Poliisi mu district ye Sembabule etandise eokunonyereza  kungeri omusajja owemyaka 32 gyeyasangiddwamau nga yafiridde mu kidiba. Joseph Mukwaya abadde mutuuze eku kyalo Kiwula mu twon council ye Sembabule. Ababadde bagenze okusena amazzi bebalabye omulambo guno, nebalaya enduulu. Okusinziira aku ssentebbe we kyalo […]

Baroza akyaliira ku nsiko

Baroza akyaliira ku nsiko

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Eyali omuyambi wa Gen Kale Kayihura Jonathan Baroza akyaliiira ku nsiko, nga yasulawo nomulimu gwe, wabulanga ne poliisi ekyagenda amu maaso nomuyiggo. Okusinziira aku kiwanadiiko ekyawerezeddwa eri abaddumizi ba poliisi mu district ezenjawulo, Baroza yali atekeddwa okubeera aku mulimu gyebamutuma mu gwanga […]

Aba Uganda Airlines bakukakisibwa olwaleero

Aba Uganda Airlines bakukakisibwa olwaleero

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole ekivunanyizibwa ku ntambula yomu bbanga mu gwanga ekya Civil Aviation Authority olwaleero kyakusunsula aba Uganda National Airlines. Abakulu mu kambuni eno bakulabikako eri aba CAA okukaksa obusobozi bwabwe lwakai balina okuweebwa lisence. Civil Aviation Authority era eyise abantu babulijjo okubaawo okulaba […]