Amawulire

Akamyufu ka NRM mu Arua katandise.

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Ekibiina kya NRM olunaku olwaleero lwekitegese  akamyufu kaakyo mu Adistrict ye Arua okusobola okwelondamu agenda okukwata bendera yekibiina mukulonda kwa Arua Municipality ewaali omubaka Ibrahim Abiriga eyattibwa. Mulwokano luno ekibiina kirinamu abantu munaana nga bonna baagala bendera eno. Abamu kubaagala ekifo kino […]

Obama ayagala abagaga bayambe abanaku.

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Abakulemebeze ba Africa, kko nebananagagga basabidwa  okufaayo kubanaku, kino kiyambe okumalawo omuwaatwa oguli wakati wabaavu nabagaga mu Africa. Alipoota eyakolebwa aba Oxfam report omwaka gwa 2017 yalaga nti ebitundu 80 %  ku nsimbi ezaakolebwa  omwaka oguwede zaagenda mu ngalo zabanagagga abatasuka na […]

Abasajja abatafa kubaana baabwe baakukangavulwa.

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Mbogo sadat District y’e Mpigi esazeewo okutandika okukangavvula abazadde abasajja abeesuuliddeyo ogwa naggamba mu kuweerera abaana mu masomero. Bino bisaliddwawo akakiiko ka district eno ak’ebyenjigiriza mu lukiiko olubadde olw’ebbugumu olutudde ku kitebe kya district mu town council eya Mpigi. Ssalongo Ben Ssozi omukiise wa […]

Owa UCU ayimbuddwa

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali omuyizi owe ttendekero lya UCU angabadde ku alaimanda e Luzira ku miasango gybuseegu nokusasanya aobutambu bwobuseegu, olwaleero awereddwa okweyimirirwa mu  kooti ya Buganda Road. Olunnaku olwe ggulo Lillian  Rukundo owemyaka 23 kyategezeddwa nti mulwadde muyi, nga teyasobodde kulabikako mu kooti. Kati […]

Kattikiro agumizz abantu

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Shaimim Nateebwa Katikkiro Charles Peter asabye abaami bagumye abantu ba Buganda babeere ne ssuubi, embeera gyebayitamu bakujiyitamu wadde ebisoomooza weebiri. Owekitiibwa Mayiga abadde asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amagombolola g’omu Masaza ga Ssaabasajja Kabaka ku Muganzirwazza mu Kampala. Mu bubakabwe, Katikkiro asabye ab’amagombolola okukyaliragana olwo […]

Amateeka ku baana getaaga kukyusibwamu

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Ivan Ssenabulya Akakiiko eke ddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights commission kagala amateeka, ku nsonga zabaana gakyusibwemu. Bwabadde afulumye alaipoota ekwata aku ddembe lyabaana namateeka akulira ebyokulondoola amateeka mu kakaiiko Ruth Sekindi agambye nti amateeka 37 getaaga okuyusibwamu. Uganda […]

Obukadde 2 bebaliko obulemu mu Uganda

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abantu obukadde 2 nemitwalo 10 abasussa emyaka 5 mu Uganda balina obulemu, obwengeri ezitali zimu. Alipoota ekwata ku baliko obulemu efulumiziddwa aba Uganda bureau of statistics eraze nti abantu 26% mu gwanga baliko obumeu. Akulira ebyemiwendo mu kitongole kya UBOS Pamela Kakande  […]

Omusolo ku mobile money gukendezeddwa.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Ministry ekola ku by’ensimbi etegeezeza nga olunaku olw’okuna sabiiti eno government bwegenda okuleeta ebago lyeteeka erigendda okukola enongoosereza mumusolo ogwatekebwa mu nkola eya mobile money. Bwabadde ategeeza banamawulire ebyakanyizidwako mu cabinet akawungezi akayise, minister omubeezi akola ku by’ensimbi David Bahati agambye nti […]

NRM egamba yakwediza kampala.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Abakulembeze b’ekibiina ekya NRM wano mu Kampala bategeezeza nga bwebatandise okulongoosa amakubo gebagenda okukozesa okulaba nga  ekibiina kyabwe kiddamu okuwangula  ebifo mu Kampala mu kulonda okunadako Twogedeko ne ssentebe  w’ekibiina kino mu Kampala Nyakana Godfrey  nagamba nti baatandikidde mukuwangula kulonda kwabasentebe b’ebyalo, […]

Omwoleso gw’ebyobulimi guggalwawo leero.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ababuker kirunda. Omukulemebeze we gwanga Kaguta Museveni olwaleero atekateeeka okwolekera jinja, nga eno gyagenda oguggalirawo omwoleso gw’eby’obulimi oguludde nga gugenda mu maaso . Omwoleso guno gumazze sabiiti namba nga gukwajja, eranga abalimi okuva mu uganda yonna bagwetabyemu. Twogedeko ne Peter Kisambira  nga ono yemuyima […]