Amawulire

Minisita Onek wakulabikako mu kakiiko k’ebyetaka.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Olunaku olwaleero minister akola ku bigwa tebiraze Hillary Onek agenda kulabikako mu kakiiko akakola ku mivuyo gy’etaka  yewozeeko  kubigambibwa nti aludde ebanga nga atisatiisa okutuusa obulabe ku eyali ssabaminister wa tooro Steven Irumba, nga ensonga zeekusa ku nkayana za taaka. Onek  okuyitibwa […]

UPDF eyongedde amajje e Somalia.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Amajje ge gwanga lya uganda agalwanira wansi wa Amisom mu somalia gaasabiddwa okukuuma empisa, kko n’okugoberera amateeka g’eKinamajje gonna. Kuno okusaba kukoleddwa omuduumizi wamajje aga UPDF Gen David Muhoozi   bweyabadde asiibula ekibinja ky’amajje ekigenze okukuuma  mu Somalia ekya Battle Group 25 ne […]

Ababaka abanakkiriiza obukuumi baakuboolebwa.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Ebibiina by’obwanakyeewa ebirwanyisa okulya enguzi bisabye abalonzi okutandika okuboola ababaka bonna abagenda okukiriza okuweebwa abakuumi nga omukulembeze we gwanga bwayagala. Kuno okusaba kukoleddwa akulira ekibiina ekya Anti-corruption coalition Cissy Kagaba nga agamba nti kino ekiteso kikyamu, era government egwana etekebwe kuninga ensonga […]

Minisita alabudde abakola ogw’okubala ebitabo bya gavument.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.   Minister akola ku by’ensimbi Matia Kasaija alabudde abakola ogw’okubala ebitabo bya government okwewala okutuula ku mabanja ekituusiiza ne government okulemwa okugasasulwa. Ono okwogera bino abadde wano ku tabamiruka w’abakola mu banka , nga eno gyasinzidde nagamba nti mu mwaka guno government […]

Ochola alabiseeko mu kakiiko ke ttaka

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Olunaku olwaleero ssabapolisi we gwanga Martin Okoth Ochola  alabiseeko mu kakiiko akanonyereza ku byetaka, okukubaganya ebirowoozo ku butya obuvuyo ku ttaka gyebuyinza okugemwamu, nokumalawo okulwanagana, okwekuusa aku ttaka. Munamateeka wakakiiko Ebert Byenkya, agambye nti ono azze kubayambako kusalira wamu magezi kungeri entuufu […]

Bana bebakakwatibwa ku bubbi bwe mmotoka

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu Kampala etegeezeza nga bweyakakwata abantu 4 ku bigambibwa nti bano babade benyigira mu kubba emmotoka. Bwabadde eyogera ne banamawulire, Luke Oweyesigyire ayogerera police mu Kampala n’emiriraano agambye nti abakwatiddwa kuliko Lutaaya Muhammad ne Mafaabi Yahaya nga bano bebebade baduumira ekibinja kino. […]

Ttabameruka wa’bavubuka atuuse

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza enteekateeka ya Ttabamiruka w’abavubuka ow’okulw’okusatu luno nga 18th July 2018 ku hotel Africana. Okusinziira ku minisita w’abavubuka nemizannyo Owek Henry Kiberu Ssekabembe, Omulangira Kassim Nakibinge yagenda okuggulawo Ttabamiruka ono ku ssaawa 3 ez’okumakya, ate Ssaabasajja Kabaka amuggalewo ku […]

Munansi wa Burundi afiridde mu Kampala

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Police mu Kampala etandise okunonyereza ku nfa ya munais wa Burundi, asangiddwa nga muffu ku Nabugabo. Manario Juvenile ngabadde akuuma mmotoka zebyamaguzi wano mu Kampala ebigenda e Burundi, asangiddwa nga yafiridde mu  FUSO namba UAS 938/Q. Bwabadde ayogerako naffe,  omwogezi wa poliisi […]

Omusirkale akubye omuntu amasasi neyekanga nafa

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Joseph OMollo Atwala apoliisi ye Molo mu gombolola ye Molo mu district ye Tororo anogose nagwa nafa, oluvanyuma lwokukuba omuntu mu baala. Afande Siraj Tibata afiridde mu nisis, mu kinywero ekimu ekisangibwa mu Kabuga ke Magotes ku luguudo oluva e Tororo okudda e Mbale. Wabula […]

Alipoota ku nkayana za minister Namuganza ne sipiika ewedde.

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Akakiiiko ka palamenti  akakola ku by’empisa z’ababaka, kategeezeza nga bwekaamala edda okukola alipoota ku neeyisa y’omubaka era minister w’ebyetaka persisi Namuganz, kko ne speaker Rebecca Kadaga, nga bano  baludde ebanga nga bayombagana. Twogedeko n’amyuka ssentebe w’akakiiko kano Abas Agaba nagamba nti  alipoota […]