Amawulire

Eyatta omuntu asibiddwa emyaka 35.

Ivan Ssenabulya

July 19th, 2018

No comments

Bya Kirunda Abubaker. E iganga  waliwo omusajja wa myaka 42 akaligiddwa emyaka 35 lwabutemu. Akaligiddwa ye Godfrey Kakaire  omutuuze we Bwondha mu gombolola ye  Malongo, nga guno omisango yaguzza mu mwaka gwa 2013. Ono akaligiddwa mu kooti enkulu ebadde ekubiriziibwa omulamuzi Justice Micheal Erubu  , […]

Police erwanaganye n’abaami ba Kabaka.

Ivan Ssenabulya

July 19th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo.     Police y’e Buwama mu district y’e Mpigi ekedde mu ddukadduka n’abaami ba Kabaka mu ssazalye ery’e Mawokota abazze okuteeka ssengenge ku ttaka lyobwakabaka eriweza yiika munaana kyokka police nebalemesa nga egamba tebaayise mu mateeka. Abaami ba Kabaka nga bakulembeddwamu Kayima […]

Abaalemwa okukozesa ensimbi zenguudo bakukangavvulwa.

Ivan Ssenabulya

July 19th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba Akakiiko ka parliament akakola ku government ez’ebitundu katabukidde district n’ebibuga by’ebagamba nti byalemwa okufuna ba contractor abasobola okukola emirimo gy’okuzimba enguudo, okukakana nga ensimbi za government zifudde. Twogedeko ne ssentebe w’akakiiko kano Regan Okumu  nagamba nti district ezaalina okuganyulwa mu program ya […]

Munnamateeka Bob Kasango bazeemu okumukwata

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omulamuzi wa kooti ewozesa abalyake Margaret Tibulya alagidde abaali abakozi mu ministry yabakozi 3 okuli eyali omuwanadiisi owenkalakalira Jimmy Lwamafa, eyali omubalirizi webitabo omukulu Christopher Obey ne Commissioner Stephen Kiwanuka Kunsa saako ne munamateeka Bob Kasango nti balina emisango egyokwewozaako. Abantu bano […]

Omutanda ajjukizza abavubuka okubeera ne ddoboozi erya’wamu

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye naggalawo ttabamiruka wabavubuka abadde abumbujjira ku ku  Hotel Africana. Ttabamiruka  abaddewo nga byebimu ku bikujjuko  byamattikira jjubireewo agatambulira  ku  mulamwa  ogugamba  nti okutekateeka abavubuka  nokubakubiriza  okwezimba. Omutanda mu bubaka bwe eri abavubuka abasabye, obutekomoma wabula […]

Omusajja akwatidde mukazi we mu bwenzi neyetuga

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda E Iganga waliwo  omusajja wa myaka 22 asazeewo okwetuga oluvanyuma lw’okukimanyaako nti mukyalawe aliko omusajja omulala gwaganza. Tadeo Basaka omutuuze Buwoila mu gombolola ye Nabitende, kigambibwa nti yasanze mukyala we lubona ngali n’omusajja omulala begadanga, olwo mu bukambwe nasalawo okwetuga. Ayogerera police […]

Omusajja yesudde mu mugga nafa

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kacwamango mu East division mu munispaali ye Mubende ssemaka bweyesudde mu mugga nafa. Omugenzi ye Muyonjo Hakim ng’okwesula mu Dam aliko ekiwandiiko kyaleese, ngategezezza nga bwabadde akoye ensi. Police e Mubende omulambo egujeyo negutwalibwa mu ddwaliro e […]

Ab’oludda oluvuganya baweze okwongera okusimbira omusolo ekkuuli

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ababaka ba palamenti abavuganya bazeemu okukikaatiriza nga bwebatagenda kukoowa kulwana okulaba ngomusolo ku mobile gugibwawo, noguli ku mikuttu muyunga bantu oba social media. Bino webijidde ngababaka ba NRM bali mukafubo bateesa butya bwebagenda okuwagiura ekiteeso kyomukulemebeze we gwanga ekyokukendeeza ku musolo guno […]

Alipoota ya poliisi ku bumenyi bw’amateeka ezeemu okufuluma

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Olwaleero polisi efulumizza alipoota ekwata kubuzzi bw’emisango, ngeraze ngemisango bwegyeyongedde n’ebitundu 3% wakati wa 2016 ne 2017. Bwabadde afulumya alipoota eno etunuulide emisango eggyazibwa  okuva mu January 1st  okutuusa nga December 31st 2017, akulira ekitongole ekinonyereza ku buzzi bw’emisango Grace Akullo  agambye […]

Entekateeka z’emikolo gya Jubireewo zifulumye

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekanteeka za jubileewo entongole. Bwabadde ayanja enteekanteka zino Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ategezezza bwewaliwo omukulembeze ow’enono okuva Ghana agenda okubaawo ngomugenyi, nga ono wakutuuka kuno nga 29. Ngennaku zomwezi 21 obusiki bwamatikira bugenda kutandika ku mbuga […]