Amawulire

Alipoota ku kugatta ebitongole ewedde

Alipoota ku kugatta ebitongole ewedde

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ministry yabakozi egamba nti yakwanja alipoota yaabwe kekwata ku kugatta kwebitongole bya gavumenti ebimu. Kinajjukirwa nti mu July wa 2017, omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni yalagira wabeewo okuddamu okwekennenya ebitongole nti bisukiridde obungi ngebimu bigwana kugattibwa okukendeeza neku nsasanya yensimbi. Kati Minister […]

Dr. Kiyingi bamujjeeko egy’obutujju

Dr. Kiyingi bamujjeeko egy’obutujju

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Ssabawaabi wa gavumenti Mike Chibita ajjeewo emisango gyobutujju, ku omusawo munn-Uganda awangaliira mu Austria Dr. Aggrey Kiyingi nabalala 2 bwebabadde bavunanibwa olwokulemererwa okumukwata. Kino kidiridde omuwaabi wa gavumenti mu musango gwa ssabayekera wa ADF Jamilu Mukulu, nga ye John Baptist Asiimwe okuleeta […]

Eyasobya ku muwala we owemyaka 6 gumusse mu vvi

Eyasobya ku muwala we owemyaka 6 gumusse mu vvi

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kooti enkulu e Mukono Margret  Mutonyi aliko ssemaka gwasigisinza omusango gw’okukabasanya muwala we ow’emyaka 6. Tom Mulindwa owemyaka 40 nga mutuuze ku kyalo Katungulu mu district ye Buikwe yasigisindwa omusango gwabadde amaze ebbanga ng’agwegana kati emyaka 4 ngalai ku alimanda e Luzira. Omuwambi […]

Bamugemereirwe asabiddwa okunonyereza kubye Apaa

Bamugemereirwe asabiddwa okunonyereza kubye Apaa

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Aba Uganda land alliance basabye akakaiiko komulamuzi Catherine B. okuvaayo banoyereze ku nkayana ze ttaka amu Apaa mu mambuka ga Uganda. Bwabadde ayaogera ne banamwulire mu Kampala bano bagambye nti okusinga endoliito ku ttaka zikosezza batuuze. Okuva nga 10th July, omwaka guno […]

Ssabapolisi Ochola atenderezza  omugenzi Okello Wilfred Makmot.

Ssabapolisi Ochola atenderezza omugenzi Okello Wilfred Makmot.

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.     Ssabapolisi we gwanga John Martins Okoth Ochola  ayogedde ku mugenzi Okello Wilfred Makmot  nga omusajja abadde omumanyi ku kyakola, omukozi, songa wampisa ekisukiridde. Bwabdde yetabye mukusabira omwoyo gw’omugenzi wano ku All saints cathedral Nakasero, Ochola  agambye nti ono yaliko mukamaawe […]

Kattikiro alambudde Twekobe

Kattikiro alambudde Twekobe

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga, alambudde emirimu egikolebwa ku Twekobe mu kwetegekera Jubireewo, okuzzaamu amaanyi abakozi. Abali ku mirimu gino owembuga abebaza olw’okwewaayo okuweereza Obuganda awatali mpeera. Egimu ku mirimu egikolebwa mwe muli ogwa Twekobe Ejjudde, okugiyooyoota n’okussaamu byonna ebyetaagisa era […]

Bataano bebakwatiddwa e Bugiri

Bataano bebakwatiddwa e Bugiri

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abantu 5 bebaklwatiddwa poliisi mu district ye Bugiri olwokwenyigira mu kutabangula campaign zomubaka wa amunispaali ye Bugiri. Abakate kigambibwa nti babadde balwanagana ne poliisi mu lukungaana alwa munna JEEMA Asuman Basalirwa nokulumya abantu. Bano kuliko Safu Musobya, Kassim Waiswa, Paul Kakome, Hassan […]

Abayingiza mu ddwaliro ebbidduka baakuwoozebwa

Abayingiza mu ddwaliro ebbidduka baakuwoozebwa

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Barbra Nalweyiso         Aba bodaboda e Mityana bawakanyiza enkola y’okujibwangako sente buli lwebayingira mu dwaliro ekkulu e Mityana. Bano bagamba nti buli kiduka kyona ekiyingira mu dwaliro lino kisolezebwako sente za uganda 1500 nga ziriko ne receipt kyebagamba nti tekibayisiza bulungi […]

Omubaka Nambooze ssente zimuweddeko

Omubaka Nambooze ssente zimuweddeko

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya   Omubaka wa munispaali ye Mukno Betty Nambooze  ategeezezza ngensimbi ezimujanjaba mu India bwezimuwedeko, kalenga yeetaga obuyambi obulala okumujanjaba enkizi. Ekiwandiiko ekituweereddwa okuva mu office ya Nambooze kiraze ngomubaka budget bwemugezeeko, okusinziira aku nsimbi ezaali zibalirirddwa. Abakaulu abaddukanya emirimu gya Nambooze bagamba […]

Omukazi eyabbye ebintu byamuganziwe akwatiddwa.

Omukazi eyabbye ebintu byamuganziwe akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Ssebuliba samuel.     Police wano e Kampala ekutte omukazi nga emulanze kudda kubintu by’omusajja gwabadde aganza nabibba nga wakayita sabiiti 3 nga balabanye. Police egamba nti omukyala ono ategerekese nga Hanifah Mudondo yasisinkana omusajja Patrick Kusemererwa nebasiimagana mubwangu, era nebakaanya okubeera bonna. Wabula […]