Amawulire

Uganda terina bulwadde bwa polio.

Uganda terina bulwadde bwa polio.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Ssebuliba samuel.     Ministry ekola ku by’obulamu ewakanyizza ebibade bigambibwa nti ekirwadde kya Polio ky’anaawuse okuva mu congo nekiyingira mu uganda. Ebiwandiiko ebiva mu ministry ekola ku by’obulamu biraga nga Polio bweyakoma okujja mu gwanga mu mwaka 2010, kale okuva olwo uganda eri […]

Banamateeka balabudde ababaka ku mateeka gebakola.

Banamateeka balabudde ababaka ku mateeka gebakola.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.     Ababaka ba parliament bano abaaganiddwa okweyongeza emyaka 2 balabuddwa nti kino kikolenga eky’okulabirako Kuno okulabula kukoleddwa eyali akulira ekibiina ekigatta banamateeka ekya Uganda Law Society Francis Gimara. Kati ono agambye ababaka  bagwana bakimanye nti amateeka tekitegeeza kubeera bangi, wabula buli […]

Male Mabiriizi ajulidde ku musango gwe Mbale.

Male Mabiriizi ajulidde ku musango gwe Mbale.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.     Oluvanyuma lwa kooti okusala omusango gwe Mbale nesigazaawo eky’okujja ekoomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga, ye omu kubawaaba omusango guno Hassan Male Mabirizi  aliko ensonga 80  kweyesigamye okutwala okujulira mu kooti ku nsonga eno. Ono yasinzidde mu kooti e Mbale […]

Poliisi egamba nti okulonda kwe Bugiri kutambula bulungi

Poliisi egamba nti okulonda kwe Bugiri kutambula bulungi

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda ne Ivan Ssenabulya Okulonda kwomuabaka wa palamenti owe Bugiri kugenda mu maaso wakati mu bbugumu erayamawnyi. Eno awamau kwatandise emu budde ate abamu batandise ekirezi olwebikozesebwa ebibadde bitanatuuka amu biffo ebyo. Munna NRM Francis Okwcho gyebuvuddeko agambye nti alina essuubi, nti obuwanaguzi […]

Omwana bamutasizza okusadaakibwa

Omwana bamutasizza okusadaakibwa

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Abatuuze ku kyalo Ssenyange B mu gombolola ya Nyendo-Ssenyange mu Municipaali ye Masaka bataasizza omwana ow’emyaka 3 abadde alindiriddwa okusadaakibwa mu nnyumba y’omugagga ekyazimbibwa. Kigambibwa nti omwana ono tanamanyibwa wa gyeyagiddwa wabulanga abatuuze bakoze ky’amaanyi okumutaasa oluvannyuma lw’okuwulira enduulu. Aduumira poliisi mu […]

Taata Sam poliisi emugalidde

Taata Sam poliisi emugalidde

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Barbra Nalweyiso Police ekutte era negalira omuzanyirizi wakatemba Robert Sande amanyidwa nga Taata Samu ne promoter Joseph Jemba lwabubbi n’okwonoona ebintu. Kigambibwa nti Joseph Jemba yategese ekivulu e Gambwa mu gombolola y’eNalutuntu mu district y’e Kassanda nga munakatemba ono alina okubeerako, nga bategeragana ne […]

Kabaka agenda kukwasibwa ekirabo ky’amattikira

Kabaka agenda kukwasibwa ekirabo ky’amattikira

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Olwaleero Ssabasajja Kabaka asiimye okulabikako eri obuganda ku mukolo ngakwasibwa ekizimbe   ‘Kabaka Mulondo’ ngekirabo kyamatikiira  ge agemyaka 25 . Dr. Twaha Kaawaase omyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda  nga mukiseera kyekimu ye Ssentebe w’olukiiko oluteekateeka amatikkira ga Kabaka ag’omulundi  guno  atukakassizza ku […]

Okulonda kwa munsipaali empya kwa’leero

Okulonda kwa munsipaali empya kwa’leero

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abalonzi mu munispaali empya 7 bagende kulonda olwaleero abakulembeze baabwe okuli, ababaka ba palamenti neba mayor. Okulonda kugenda akubeera e Sheema, Ibanda, Bugiri, Nebbi, Kotido, Apac nemu munispaali ye Njeru. Wabula okulonda kwe Bugiri muliro gwe nnyini nga wabaddewo nokulwanagna amu campaign. […]

Uganda terina bakugu abeekebejja ensigo.

Uganda terina bakugu abeekebejja ensigo.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.             kizuuse nga uganda bwerina abakugu abatono abalondoola omutindo gw’ensigo bwogerageranya n’amawanga ga Africa amalala. Okunonyereza okwakolebwa aba African Seed Access Index wakati wa 2016 -2018, uganda yalina abakugu bano musanvu boka. Twogedeko n’omukwanaganya w’ekibiiina ekya TASAI, […]

Amalwaliro ga kookolo amalala geetagisa.

Amalwaliro ga kookolo amalala geetagisa.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses.             Ebibiina by’obwanakyeewa bisabye government okwanguwa okuzimba ebyuma ebirara ebijanjaba kookolo okusobola okukendeeza ku kirwadde kya kokolo ekimazeewo bannayuganda. Ebiwandiiko ebiva e Mulago biraga nga abantu abasoba mu 5000  bwebalwala kokolo , wabula nga 400 kubano baana. […]