Amawulire

Okulonda kwa munsipaali empya kwa’leero

Okulonda kwa munsipaali empya kwa’leero

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Abalonzi mu munispaali empya 7 bagende kulonda olwaleero abakulembeze baabwe okuli, ababaka ba palamenti neba mayor.

Okulonda kugenda akubeera e Sheema, Ibanda, Bugiri, Nebbi, Kotido, Apac nemu munispaali ye Njeru.

Wabula okulonda kwe Bugiri muliro gwe nnyini nga wabaddewo nokulwanagna amu campaign.

Omwogezi wakakiiko kebyokulonda Jotham Taremwa asabye abesimbyewo nabalonzi okuteeka ekitiibwa amu mateeka gebyokulonda.