Amawulire

Uganda terina bakugu abeekebejja ensigo.

Uganda terina bakugu abeekebejja ensigo.

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.

 

 

 

 

 

 

kizuuse nga uganda bwerina abakugu abatono abalondoola omutindo gw’ensigo bwogerageranya n’amawanga ga Africa amalala.

Okunonyereza okwakolebwa aba African Seed Access Index wakati wa 2016 -2018, uganda yalina abakugu bano musanvu boka.

Twogedeko n’omukwanaganya w’ekibiiina ekya TASAI, nga ono ye Mainza Mugoya, n’agamba nti kino kivudde ku nsimbi entono ezitekebwa mu by’obulimi.

Ono agambye nti kino kivirideko ebeeyi y’ensigo okugwa mu uganda kubanga sizamulembe.