Amawulire

Ssemaka asangiddwa nga yeetuze.

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Magembe Sadat. Ensasagge ebuutikidde abatuuze ku kyalo Nabyewanga mu ggombolola y’e Nkozi wano mu district y’e Mpigi omusajja wa myaka nga 65 bwasangiddwa mu makaage nga afudde mungeri etanategerekeka. Omugenzi ategerekese nga paul Ssonko nga ono asangiddwa mu musaayi omungi nga ebbali awo waliwo […]

Ababade ku gw’obwakaggwa ensonyi bejeeredde

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Abasajja abawerera ddala mukagaana obakwatibwa ku misango gy’okusobya ku abaana abawala abatanetuuka  bawonye ekkomera oluvanyuma lwa ssabawabi wa government Mike Chibita okubajjako emisango. Okisinzira ku kiwandiko ekireteddwa mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Jane Francis Abodo, abasajja bano bazza emisango mu mwaka […]

Abasomali baagala kulaba Obama.

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Nga eyaliko omukulembeze we gwanga lya America Barack Obama akyali kubugenyi bwaliko wano mu Kenya, abakulembeze baabansi ba Somalia abali ku Kenya basabye okuwayaamu naye. Mohamed Hassan Mumin, nga ono munansi wa Somalia mu 2006 yasisinkanna Obama nga akyali senator wa Illinois […]

Obunkenke buzeemu ku nsalo ya ugande ne south Sudan.

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2018

No comments

Bya Julius Ocungi Wano ku nsalo ye gwanga lya Uganda ne Sudan, agavaayo galaga nga  eby’okwerinda bwebyongeddwamu amaanyi, nga kino kidiridde abateberezebwa okubeera abanyazi b’ente okuva mu Sudan okukuba omutuuze  mu   Lamwo  nebamutta. Gwebasse ye Johnson Olweny ow’emyaka 45 omutuuze we Lutuko, nga kino kisangibwa […]

Mwanga atenderezeddwa mu kwagala Obuganda.

Ivan Ssenabulya

July 13th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Ssekabaka Mwanga ayogedwako nga omusajja eyayagala ennyo obuganda, naatuuka n’okuyiwa omusaayi gwa mikwanogye, nga amakulu kwali kulaba nga obuganda busigala kitole. Bwabadde alamboojja ebyafaayo bya Ssekabaka Mwanga wano ku Hotel Africana, Prof, Lwanga Lunyiigo, nga ono aludde nga akola okunonyereza ku ssekabaka […]

Ssewungu mmotoka w’akujitekamu embizzi

Ivan Ssenabulya

July 13th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses ne Ivan Ssenabulya Abantu bangi bakyayogera kuno na kuli, ku kiragiro kyomukulembeze we gwanga okugulira babaka mmotoka ezitayitamu masasai nokubaw aobukuumi. Bbo ababaka abamu bakiwagira atenga abalala bakiwakanya ne ssekuwakanya yenna. Ababaka okuli owa Kalungu West Joseph Sewungu, owekibiina kya Democratic Party […]

Uganda yakwekennenyezedwa ku ddembe lya’baana

Ivan Ssenabulya

July 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akakiiko ke ddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights Commission nekitongole kya UNICEF bakufulumya alipoota yaabwe, oluvanyuma lwokwekenneya engeri Uganda gyetekesa mu nkola endagaano yekibiina kyamawang amagatte eya 1990 ekwata ku baana. Okusinziira aku kiwandiiko ekivudde mu wofiisi yakulira ebyamaulire mu […]

Nambooze bamulongosezza e India

Ivan Ssenabulya

July 13th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omubaka owa amunispaali ye Mukono Betty Nambooze azeemu nalongosebwa enkizi akawungeezi akayise omulimu ogututte essaawa ezekutte ku ddwaliro lya Manipal Spine care center mu India. Kino kikoleddwa abasawo nga bateeka ekyuma amunda mu mubiri, nga nebakolera ku camera. Omuyambi wa lord mayor […]

Omuwanguzi mu kulonda bamusanze muffu

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

BYA BILL OKETCH Omuvubuka owemyak 19 abadde ajaguza olwomuntu we okuwangula akululu ka LC, asangiddwa nga muffu mu district ye Kole. Omugenzi ye Daniel Odoc, ngokusinziira ku Jasper Obong, eyerabiddeko omulambo gwe gusangiddwa ku kyalo Apii ku luguudo oluva e Lira okudda e Kampala. Ono ategezezza […]

Gavumenti Bajitwala mu Kooti

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukubiriza wa district ye Mukono Emmanuel Mbonnye alabudde okutwala Ministry ya gavumenti ezebitundu mu kooti, ku nsonga za town council empya ezatondebwawo mu district. Mukono yafuna town coumvil empya 5 wabulanga, oluvanyuma lwokutondebwawo kwa Ntenjeru-Kisoga eggombolola ye Ntenjeru yajibwawo ate Nakifuma-Naggalama twon […]