Amawulire

Abe’byokwerinda balabudde

Abe’byokwerinda balabudde

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abalwanirira eddembe lyabakozesa Interenet mu kibiina kya Unwanted Witness Uganda bazeemu okulabula abebyokwerinda  bakomye okulinyirara eddembe lyabantu ku mitimbagano gya Internet. Akulira ekitongole kino, Dorothy Mukasa agamba nti ebikolwa nga bino bitiisatiisa abantu atenga biri wabweru wamateeka. Agamba nti wabaddewo okutya mu […]

Aba WWN bavumiridde okutulugunya abantu

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Aba World’s Women Network bavumiridde okukwata obubi abantu. Bino era babyesigamizza ku bwegugungo, obwaliwo wiiki ewedde, ngabantu babanja omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi ayimbulwe. Omukwanaganya wemirimu mu kibiina kino, Rev Canon Nkesiga asabye ebitongole ebikuuma ddembe, bikolenga nga byolesa obukugu, nokussa […]

Minista wabavubuka alabudde ku kwekalakaasa

Minista wabavubuka alabudde ku kwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minister omubeezi owekikula kyabantu, owabavubuka Owek Florence Nakiwala Kiyingi asabye abakyala nabavubuka okwewala okwenyigira mu bikolwa ebyokwekalakaasa. Bino webijidde ngabantu okuli nabakyala balabwako nga bakubibwa mungeri enkyamu, mu bwegugungo bwa Free Bobi. Kati bwabadde ayogera ne banamwulire ku Media Center mu Kampala […]

Abatawulira baddukidde mu palamenti

Abatawulira baddukidde mu palamenti

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Sma Ssebuliba Ekibiina ekitaba abantu abliko obulemu, bwakiggala  ekya Uganda National Association of Deaf nga bali wamu naba Initiative for social economic rights baddukidde mu wofiisi yomumyuka womukubiriza wa palamenti Jacob Oulanyah nga bemulugunya ku byenjigiriza byabaana abatawulira. Kati bano bagala palamenti ekake ministry […]

NSSF eyongeza ku magoba geewa ba memba.

NSSF eyongeza ku magoba geewa ba memba.

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

By Ndaye Moses. Ekitavu kyabakozi ekya NSSF, kitegeezeza nga bwekigenda okwongera amagoba ga bitundu 15% eri ba member bonna abatereka mu kitavu kino. Bwabadde ayogerera ku tabamiruka waba member bonna, nakaakano akyayagenda mu maaso , minister omubeezi akola ku byensimbi  Gabriel Ajedra agambye nti ensimbi […]

Omukazi bamusobezaako nebamutta

Omukazi bamusobezaako nebamutta

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti. E Kyegegwa: Police mu district  ye Kyegegwa eri kumuyiggo gw’a batemu abawambye omukazi ne bamusobyako n’oluvanyuma nebamutta. Ettemu lino libadde ku kyalo Kako mu town council ye Kyegegwa , nga eno abatuze basanze omulambo gw’omukazi ono atategerekese Manyage nga gusuliddwa ku mabbali […]

Bobi Wine Waakutwalibwa e Bungereza ajanjabibwe.

Bobi Wine Waakutwalibwa e Bungereza ajanjabibwe.

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Tutegeezeddwa nga entekateeka bwezikolebwa okutwala omubaka wa kyandondo east Robert Kyagulanyi mu gwanga lya Bungereza ajanjabibwe, nga kino kidiridde kooti okumuyimbula nebanne abalala 32. Ono yatuusiddwa mu kibuga Kampala ku saawa taano ez’ekiro, era wetwogerera nga alli mu dwaliro elya Lubaga afuna […]

Gen Kale Kayihura ayimbuddwa ku kakalu ka Kooti.

Gen Kale Kayihura ayimbuddwa ku kakalu ka Kooti.

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kyadaaki Kooti y’amajjje ekirizza eyali ssabapolisi we gwanga General kale Kayihura okweyimirirwa, oluvanyuma lw’okumala ebanga lya myezi 2 nga asibiddwa awatali kwewozaako. Ono mukuteewa ssentebe wa kooti eno  Gen Andrew Gutti amusabye akakalu ka kooti ka bukadde 10 ezitabade zaabuliwo, amugaanye okutambula […]

Gen Kayihura ali mu kooti  asaba kweyimirirwa.

Gen Kayihura ali mu kooti asaba kweyimirirwa.

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Wetwogerara nga  Gen.Kale Kayihura  mutaka mu kooti y’amajje nga eno gyakedde okumatiza kooti nga bwagwana okukirizibwa yeyimirirwe , waakiri awoze nga ava bweru wa kooti. Gen. Kayihura sabiiti ewedde yalabikako mu kooti eno kulw’okutaano nasomerwa emisango esatu okuli okulemwa okukuuma eby’okulwanyisa, okuwa […]

Abayimbi balabuddwa ku byo’bufuzi

Abayimbi balabuddwa ku byo’bufuzi

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abayimbi bajjukiziddwa okubeeranga abegendereza ku wa webayimiridde mu nsonga zebyobufuzi okusinziira ku mbeera egenda mu maaso mu gwanga. Okulabula kukoleddwa omukwanaganya wemirimu mu kibiina ekigatta abayimbi nabategesi bebivvulu Tonny Ssempijja, ngagamba nti kino kyandivirako bangi okugwa mu byokuyimba. Bino webijidde ngabadigize balabiddwako […]