Amawulire

Pulezidenti anakuwalidde ekya Polisi okutta abeekalakaasi.

Pulezidenti anakuwalidde ekya Polisi okutta abeekalakaasi.

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omukulembeze w’egwanga Kaguta Museveni  azeemu naawereza ekiwandiiko ekirala nga alambika ku mbeera ey’obunkenke egenda mu maaso mu gwanga. Ku mulundi guno president anenyezza abaserikale abaakubye amasasi mungeri ey’omuwawa mu kwekalakaasa okwabadde e Mityana okukakana nga base omuntu . President agambye nti bano […]

America erabudde abatuuze baayo abali mu uganda okwekengera obuvuyo .

America erabudde abatuuze baayo abali mu uganda okwekengera obuvuyo .

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Ekitebe ky’e gwanga lya America kiriko obubaka obulabula bwekiwereza eri banansi ba America abali mu Uganda nga babalabula kubutali butebenkevu  obuli mu gwanga. Bano okuvaayo kidiridde okwekalakaasa okulabikako mu bitundu bwegwanga ebitali bimu nadala wano mu kampala. Mukiwandiiko kyebawerezza, bano baganba nti […]

Abantu abasoba mu 80 bakwatiddwa mu kampala.

Abantu abasoba mu 80 bakwatiddwa mu kampala.

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Police wano mu kampala etegeezeza nga bwekutte abantu abasuka mu 80 , nga ano bavunanibwa okubaako kyebamanyi ku by’okwekalakaasa okubadde mu Kampala. Leero e kibuga kisiibye ku bunkenke nga abantu bekalakaasa olw’okukwatibwa kwa Bobi-wine, era nga enguudo eziwerako ziggwaddwa, olwo police n’elyoka […]

Abaakuba ababaka mu Arua Bagwana kukwata.

Abaakuba ababaka mu Arua Bagwana kukwata.

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Ebibiina by’obwanakyeewa bitabukidde ebitongole ebikuuma dembe nga byagala abajaasi bonna abaakola  obulabe ku bantu  mu Arua bakwatibwe era bavunanibwe mubuga z’amateeka. Bino bigidde mukadde nga banna- Uganda battabukidde government olw’okukwatibwa, kko n’okukubwa kwababaka okwali Francis Zaake ne Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi-wine. […]

Kibuule asabye abazimba balooze ku nkulakulana eyo’mumaaso

Kibuule asabye abazimba balooze ku nkulakulana eyo’mumaaso

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minister owamazzi atenga ye mubaka wa Mukono North mu palamenti, Ronald Kibuule aabye abatuuze okuzimbanga nga batunuliiidde nenkulakulana eyinza okujja mu kitundu. Kibuule agamba nti abantu bangi abasindikiriziddwa, namayumba gaabwe negamanyebwa, kubanga baazimba mu makubo. Ono abadde ayogerera mu batuuze abababdde bakunganidde […]

Bataano bavunaniddwa lwakufuweeta ssegereti mu bantu

Bataano bavunaniddwa lwakufuweeta ssegereti mu bantu

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abantu 5 bavunaniddwa n batwalibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira lwakusangibwa nga bafuweta ssigala mu bantu. Bano nga bakulembedwamu Decny Steven basimbiddwa mu kooti ya city hall mu maaso g’omulamuzi we ddaala erisosoka Beartrice Kainza abasomedde emisango wabula nebagyegaana. Kigambibwa nti […]

Abe Gomba balaliise okwekalakaasa

Abe Gomba balaliise okwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Abakulembeze nabebyokwerinda mu district ye Gomba basattira oluvannyuma lwabantu abatannamanyika okusuula ebibaluwa bi kiro kitwala omunaku nga biwandiikiddwako ebigambo ebirabula abantu bonna obutaggulawo maduuka gaabwe nemirimu emirala nga bibalagira okwegugunga okuwaliriza gavumenti eyimbule abantu bonna abaasibibwa olwebyobufuzi okuli nomubaka wa Kyaddondo East […]

Mulage egwanga omubaka Kyagulanyi bwali

Mulage egwanga omubaka Kyagulanyi bwali

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba ne Benjamin Jumbe Omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi agamba nti akutte ne ku mutwe, nga yewunaganya ate negri babaka banne gyebogeddemu nti omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi ali mu mbeer nnungi. Kino kidiridde abababa okubadde Peter Ogwang nababala, Doreen Amule […]

Banamateeka bagenda mu kooti  ku nsonga za Bobi Wine.

Banamateeka bagenda mu kooti ku nsonga za Bobi Wine.

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Ekibiina ekigatta banamateeka ekya Uganda law society kitegeezeza nga bwekimaze okubaga ekiwandiiko ky’ekitwala mu kooti nga kyemulugunya ku mbeera eyokutulugunya abantu egenda mu maaso wano mu Uganda omuli n’okukwatibwa kw’omubaka  Robert Kyagalanyi. Twogedeko ne ssentebe w’ekibiina kino Simon Peter Kinobe, nagamba nti […]

Abakola ku dembe ly’obuntu bagamba Bobi wine yeetaga saala

Abakola ku dembe ly’obuntu bagamba Bobi wine yeetaga saala

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Akakiiko akakola ku nsonga z’edembe ly’obuntu aka Uganda human rights commission kategeezeza nga bwekatandise okukolagana n’amajje okulaba nga abasawo b’omubaka Robert kyagulanyi bakirizibwa okugenda bamukoleko newankubadde nga akyali mu komera. Bwabade ayogerako ne  banamawulire wali ku office zaabwe , akulira akakiiko kano […]