Amawulire

Abazungu banakuwalidde eky’okutulugunya ababaka.

Abazungu banakuwalidde eky’okutulugunya ababaka.

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba . Ekitebe ky’e gwanga lya America mu Uganda kiriko ekiwandiiko ky’ekifulumizza nga kiraga obutali bumativu kungeri banamawulire gyebayisidwamu mu  Arua, nga kwogase n’okukwata ababaka nga eby’okutale abamu nebatuuka n’okufuna obuvune  obwamaanyi. Bano bagamba nti abantu bonna abaakwatiddwa bagwana okutwalibwa nga abantu, kale […]

Buganda eyogede ku kutulugunyizibwa kw’ababaka.

Buganda eyogede ku kutulugunyizibwa kw’ababaka.

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiiga avumiridde enkola y’okutulugunya abasibe  etandise okusimba amakanda mu gwanga. Katiikiro okwogera bino abadde ayogera   ku kukwatibwa kw’abababaka okuli Robert Kyagulanyi ne Francis zaake , nga  ono asabye obujurizi buleteebwa ku misango egy’abateekedwako. Katikiro  okwogera bino abadde […]

Abenganda za Bobi Wine baagala atwalibwe e bunayira ajanjabibwe

Abenganda za Bobi Wine baagala atwalibwe e bunayira ajanjabibwe

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Bbo ab’enganda z’omubaka wa Kyadondo Robert Kyagulanyi  amanyiddwa nga  Bobi-wine bagamba nti baagala bakirizibwe okumutwala ebweru w’egwnga ajanjabibwe kubanga embeera gyalimu sinungu. Bwebabade boogerako ne banamawulire amangu dala nga baakava okumulaba ,  muganda wa bobi wine Eddie Yawe agambye nti bamusaze tategerekeka […]

Banamateeka bo’mubaka Kyagulanyi baganeda kujulira

Banamateeka bo’mubaka Kyagulanyi baganeda kujulira

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Banamateeka bomubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu, bategezezza nti bagenda kuddukira mu kooti ejjukirwamu nga nga basaba nti omuntu waabwe ayimbulwe mangu ddala. Omu ku banamateeka bomubaka ono Asuman Basalirwa atubuliidde nti embeera yomubaka mbi nnyo, nga betaaga atwalibwe wayinza okujanjabibwa […]

Abe Kamokya bazeemu no’mubaka Zaake baamusudde Rubaga

Abe Kamokya bazeemu no’mubaka Zaake baamusudde Rubaga

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Ritah Kemigisa Poliisi ezeemu okugobagana nabekalakaasi e Kamyokya, ku nkingizzi za Kampala, babanja omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi, Ssentamu ayimbulwe. Omubaka Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine yakulira mu kitundu kino, okumala obuvubuka bwe bwonna. Abantu beeno bekalakasizza olunnaku lwe ggulo, […]

Aba Boda Boda tebalina kusukka ssaawa 6 eze’kiro

Aba Boda Boda tebalina kusukka ssaawa 6 eze’kiro

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police mu district ye Luuka eweza  boda boda okutambulanga mu budde obwekiro. Omuddumizi wa poliisi mu district eno, Mukonno Mwine agambye nti mu kiragiro kino, bagala kulwanyisa butemu obukolebwa ku bagoba, ba pikipiki zino. Ategezeza nti tewali gwebagenda kukiriza kuvuga pikipiki okusukka […]

Abadde yefuula omukazi okubba abasajja ku Facebook akwatiddwa

Abadde yefuula omukazi okubba abasajja ku Facebook akwatiddwa

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Opio Sam Caleb Poliisi e Kamuli eriko omuvubuka gwegalidde, olwokwefuula omukazi naferanga abasajja. Safan Musambi owemyaka 19 nga mutuuze we Bulopa kigambibwa nti abaddenga akozesa omukutu gwa facebook okwekwenyakwenya abasajja, nga yeyita Namusoke nokulaga ebifanayi byabakazi abalungi kalaala, nayenga ssi bibye. Ono abadde yakafera […]

Maama asangiddwa nomwana we nga baafudde

Maama asangiddwa nomwana we nga baafudde

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Katemwa mu gombolola ye Kassanda mu district ye Kassanda maama n’omwana we bwebasangiddwa nga bafiridde mu buliriri. Abafudde ye Namwanje Getrida owemyaka 31 ne muwala we Angela Amuron owemyaka 12 nga basangiddwa nga bafiridde mu nyumba mwebabadde […]

Omutanda wakulabikako eri Obuganda

Omutanda wakulabikako eri Obuganda

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okulabikako eri Obuganda okuggalawo empaka zomupiira gwebika bya Baganda. Omupiira ogugulawo gugenda kubeera wakati wenkima ne Mpindi. Okusinziira ku minister webyemizanyo nokwewumuzamu mu bwakabaka bwa Buganda Owek. Henry Ssekabembe Kiberu, emikolo jigenda kukwatibwa Kibibi e […]

Bobi Wine ali Makindye ne Kitatta

Bobi Wine ali Makindye ne Kitatta

Ivan Ssenabulya

August 17th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo ategezezza nti omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu yatusiddwa bulungi, nga wetwogerera akaumibwa ku nkambi yamagye e Makindye, ngagaliddwa wamu neyali omuyima wa Boda Boda 2010 Abdallah Kitata. Mu bubaka bwatadde ku mukutu gwe ogwa Tweeter, […]