Amawulire

Bobi wine leero ali mu kooti y’amajje e Gulu.

Bobi wine leero ali mu kooti y’amajje e Gulu.

Ivan Ssenabulya

August 23rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kimigisa ne Ruth Anderah. Olunaku olwaleero omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi  lwagenda okuddamu okulabikako mu kooti y’amajje e Gulu, avunaanibwe emisango egy’okusangibwa n’ebyokulwanyisa. Kinajukirwa nti Kyagulanyi ono yabadde wakulabikako mu kooti yamajje etuula e Makindye, kyokka egulo akawungeezi kooti yasazeewo nti bamuzeeyo […]

Pulezidenti akyukidde abakuuma dembe- abanenyezza okukozesa amaanyi amangi.

Pulezidenti akyukidde abakuuma dembe- abanenyezza okukozesa amaanyi amangi.

Ivan Ssenabulya

August 23rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwannga YKM nate azeemu n’awandika ebaluwa endala nga ayanukula kubizze bibaawo mu gwanga, nadalala oluvanyuma lw’okukwatibwa kwa Hon .Robert Kyagulanyi. Mubaluwa gyeyakasembayo okuwandiika, ono akyukidde ebitongole ebikuuma dembe n’abinenya olw’okukozesa amaanyi agayitiridde mukukakanya abantu abaali bekalakaasa wano mu Kampala ku […]

Oulanya avumiridde okutulugunya ababaka

Oulanya avumiridde okutulugunya ababaka

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omumyuka womukubiriza wa palamenti Jacob Oulanya avumiridde ebikolwa, byokutulugunya ababak bwebaali bakwatibwa mu kulonda kwa munispaali ye Arua. Ono ye mukugungu wa gavumenti eyavuddeyo mu lwatu, okuvumirirra engeri ababak bano gyebayisibwamu ebitongole ebikuuma ddembe. Oulanya akyaliddeko omubaka wa munispaali ye Mityana Francis […]

Abayizi balangiridde obutasoma, okutuusa nga Bobi Wine ayimbuddwa

Abayizi balangiridde obutasoma, okutuusa nga Bobi Wine ayimbuddwa

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abayizi mu matendero ga gavumenti aga waggulu nagobwananyini balangiridde, wiiki eyobutasoma kyebatuumye No Lecture Week, okutandika nolwenkya ssinga omubaka wa Kyandodo East Robert Kyangulanyi Ssentamu amanyiddwa nga BOBI Wine tayimbulwe. Bobi Wine akkomezebwawo mu kooti yamagye e Makindye olunnaku lwenkya, oluvanyuma lwokuvunanwa […]

Presidenti Museveni agenda mu Apaa

Presidenti Museveni agenda mu Apaa

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni nabakulembeze abalala bakugenda mu kitundu kye Apaa okwogerako nabatuuze. Eno wazze wabaayo okulwanagana, nga ndoliito ku ttaka lino. Olunnaku lwe ggulo era omukulembveze we gwanga yasisinkanye abakulembeze be Amuru ne Adjumani okusala entotto, kungeri yokugonjolamu endoliito […]

Mufti alabudde abavubuka kukwekaakasa okuyiwa omusaayi.

Mufti alabudde abavubuka kukwekaakasa okuyiwa omusaayi.

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Mufti wa Uganda asabye abavubuka okuyita mumirembe okulaga obutali bumativu bwabwe , sosi kukozesa maanyi . Bino bigidde mukadde nga omuntu omu yeyaakatibwa mubuvuyo obuwerekedde okulonda kwa Arua, songa omu yeyafiiridde e Mityana nga abantu bawakanya okukwatibwa kwa Bobi wine ne Francis […]

Banamateeka balabudde pulizidenti Museveni kubya Bobi wine..

Banamateeka balabudde pulizidenti Museveni kubya Bobi wine..

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2018

No comments

Bya  EPHRAIM KASOZI. Banamateeka okuva mumawanga ga East Africa abegattira mu kibiina kyabwe ekya East Africa Law Society basabye abakulembeze b’ekitundu kino okugamba ku mukulembeze we gwanga lya Uganda Kaguta Museveni nti kano kekadde ajukire enkola ey’okuteeka ekitiibwa mu dembe ly’obuntu. Bano balabude nti enkola […]

Bannamateeka baweze okutwala abakubye abantu mu mbuga

Bannamateeka baweze okutwala abakubye abantu mu mbuga

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Banamateeka mu kibiina kya Network of Public Interest Lawyers bambalidde gavumengti kungeri, ebitongole ebikuuma ddembe gyebikwatamu bann-Uganda. Ssentebbe wekibiina kino Emmanuel Candia, abadde ayogera ne banamawulire kungeri ababaka nabantu babulijjo gyebakwatibwamu. Bano olumaze nabamblira ekitongole kya Ssabawaabi wa gavumenti, olwokusimbaganga abantu mu […]

Mufti wa Uganda y’akulembeddemu okuvumira okutulugunya abantu

Mufti wa Uganda y’akulembeddemu okuvumira okutulugunya abantu

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba, Ndaye Moses, Ivan Ssenabulya, Magembe Ssabiiti ne Opio Sam Caleb Mufti wa Uganda Sheik Shaban Ramadhan Mubajje ayambalidde ebitongole ebikuuma ddembe, navumirira eryanyi erisukiridde lyebakozesa ku banansi abekalakaasa. Bino abyesigamizza ku bwegugungo obugenda mu maaso mu gwanga, nga buwakanya okukwatibwa kwababaka ba […]

Olwaleero abayisiraamu bakuza Eidi

Olwaleero abayisiraamu bakuza Eidi

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba ne Benjamin Jumbe Abayisiraamu mu gwanga, olwaleero bagasse ku banaabwe awalala nemu nsi yonna okukuza Eid Al adhuha. Edi eno ekuzibwa mu kujjukira omubalirivu bwa Ibrahim okusadaaka mutabani we, nga Katonda bweyali alagidde. Bwabadde ayogerako naffe, omwogezi wekitebbe kyomusiraamu mu gwanga ekya Uganda […]