Amawulire

Omubaka Zaake atwalidwa Yindiya.

Omubaka Zaake atwalidwa Yindiya.

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Wetwogerera nga omubaka we Mityana Municipality Francis Zaake atwalibwa mu gwanga lya Buyindi, gyagenda okufuna obujanjabi. Zaake yoomu ku babaka abaakubwa amajje bwegaali gakwata mukavuyo akaakulembera okulonda kwe Arua municipality. Kati ono aludde ebanga nga ajanjabibwa mu dwaliro e Rubaga, wabula embeera […]

Abakenuzi bakangavvulwa leero.

Abakenuzi bakangavvulwa leero.

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Olunaku olwaleero kooti  ekola ku misango gy’obukenuzi  lwegenda okuwa ekibonerezo eri abantu basatu abaasingisiddwa emisango egyekuusa ku kufiiriza egwanga ensimbi obuwumbi 24 mu kuzimba oluguudo olwe Mukono-Katosi-Kisoga-Nyanga . Olunaku olw’eggulo omulamuzi wa kooti eno Justice Lawrence Gidudu  yakalize abantu basatu okuli Joe […]

Omusango gw’okulya munsi olukwe gwongezedwayo.

Omusango gw’okulya munsi olukwe gwongezedwayo.

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Kooti ento etula egulu olwaleero esazeewo okwongezaayo olunaku olw’okuwulirirako omusango gw’okulya munsi olukwe oguvunanibwa abantu 33 okuli nababaka ba parliament. Bano leero balabiseeko mu maaso gomulamuzi Yusufu Ndiwalana, kyoa nabasaba okudda nga 1 October Kinajukirwa nti ku lunaku lwa Monde eno omulamuzi […]

Abasamize bawereddwa e Mubende.

Abasamize bawereddwa e Mubende.

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti. E Mubende ab’obuyinza mu South division bayisizza eteeka eriwera abasawo be kinansi bona mu kitundu kino.  Mayor wa division eno Kasigazi Beatrice agamba nti abantu bangi babbiddwako ensimbi zabwe nga basubizibwa obugaga kyagamba kirina okukoma. Ono agamba nti era abasawo bano y’ensonga […]

Byandaala bamugyerezza

Byandaala bamugyerezza

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti erwanyisa obulyake ejjeewo emisango gyonna egy’obulyake egibadde givunanibwa minister w’ebyenguudo Abraham Byandala, ngono abadde avunanibwa okufiriza egwanga ensimbi obuwumbi 24 mu contract yokuzimba oluguudo lwa Mukono-Katosi. Bwabadde asala omusango guno, omulamuzi Lawrence Gidudu agambye nti tewali bujulizi bwonna obuyunga Byandaala ku […]

Nambooze bamututte mu kooti

Nambooze bamututte mu kooti

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omubaka owa munispaali ye Mukono Betty Nambooze avunaniddwa mu kooti e Nakawa emisango gyokukuma omuliro mu bantu. Nambooze okumutuusa mu kooti bamuletedde mu Ambulance, okuva ku kitebbe kyabambega ba poliisi e Kibuli gyeyabadde ayaitiddwa. Nambooze  tasobodde kuyingira mu kaguli, olwembeera ye ngatambulira mu […]

Minisita Lokodo awabudde abavubuka ku kwekakasa,

Minisita Lokodo awabudde abavubuka ku kwekakasa,

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe Minister akola ku mpisa kko n’obuntu bulamu Rev Father Simon Lokodo, avumiridde enkola ey’abavubuka okweyisanga nga mungeri eyakavuyo, nebatuuka n’okudanga kumakubo okwekalakaasa nga baliko ebibanyiga. Ono okwogera bino kidiridde okwekalakaasa okubadde kubunye Uganda yonna , nga abantu bekalakaasa olw’okukwatibwa kw’omubaka we Kyadondo […]

Sipiika ayagala baminister benyonyoleko sabiiti egya.

Sipiika ayagala baminister benyonyoleko sabiiti egya.

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Ssebuliba Samuel. Amyuka sipiika wa palament  ya Uganda Jacob Oualanya alagidde ssabaminister  Dr Ruhakana Ruganda okufuba okulaba nga sabiiti egya buli minister abaawo mu palamenti  ademu ebibuuzo ababaka byebazze babuuza nga tewali ayinza kwanukula. Bweyabadde ayogerera mu palamenti  akawungezi akayise, speaker Oulanya  yagambye nti […]

Bannayuganda abakukusibwa abali mu kenya basusse obungi.

Bannayuganda abakukusibwa abali mu kenya basusse obungi.

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Ekitebe kya Uganda mu Kenya kitegeezeza nga bwekizitoweredwa omuwendo gw’abanayuganda abaleetebwa nga bagezaako okusooba bagende e bunayira Bwabadde  ayogerera mu nsisinkano y’abakungu ba Kenya ne Uganda abakola ku nsalo, ey’omulundi ogwa 12th omubaka wa Uganda mu Kenya Phibby Otala , yagambye nti […]

Palament etabukidde pulezident ku baluwa eyamuwandikiddwa.

Palament etabukidde pulezident ku baluwa eyamuwandikiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Parliament ewadde omukulembezze we gwanga ebanga lya nanku biri zokka  nga ayanukudde ku baluuwa sipiika wa palamenti gyeyamuwandiikira ku nsonga zokukubwa kwababa ba palament mu Arua. Olunaku olw’eggulo omukubirizza w’olukiiko lw’egwanga Rebecca Kadaga yawandikidde omukulembezze wegwanga nga ayagala amutegeeza abakuuma ddembe bonna […]