Amawulire

Abekalakaasi basabiddwa okwewala abaserikale  abalina emundu .

Abekalakaasi basabiddwa okwewala abaserikale abalina emundu .

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Minister akola ku nsonga z’obutebenkevu Gen Elli Tumweine alabudde banna-uganda okubeera ebegendereza nga balabye omuserikale oba omujaaso alina emundu. Minisita agambye nti amateeka okuli elya Police act ne UPDF act gawa police n’amajje obuyinza  mu mbeera enzibu okukozesa amasasi genyini kubantu abeekalakaasa, […]

Gavumenti yeeganye eby’okulwisa Zaake  okugenda e Bunayira.

Gavumenti yeeganye eby’okulwisa Zaake okugenda e Bunayira.

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ministry ekola ku by’obulamu yesamudde ebibadde bigambibwa nti olukiiko olukola by’obujanjabi olwa Medical board lwalwiissa okukiriza ababaka ba parliament Robert Kyagulanyi ne Francis Zaake okugende e bunayira. Bwabadde ayogerako ne banamawulire wano ku Media center minister akola ku by’obulamu Dr Jane Ruth […]

Eyali asobya ku mukyala mu kabuyonjo akaligiddwa.

Eyali asobya ku mukyala mu kabuyonjo akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo omutuuze mu  Mulimira zone e Kamwokya  asindikiddwa e luzira lwakugezaako kusobya ku mukyala nga ali mu kabuyonjo. Benjamin Niragire yalabiseeko  mu maaso g’omulamuzi wedaala erisooka ku city hall Beatrice Kainza emisango nagyegaana. Kigambibwa nti omusajja ono ow’emyaka 20 yasangibwa lubona nga […]

Okugema ekirwadde kya Kolera kutuuse e Nebbi.

Okugema ekirwadde kya Kolera kutuuse e Nebbi.

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Minisitule  ekola ku by’obulamu etongozezza phase eyokubiri ey’edagala erigema ekirwadde kya Cholera nga lino litandikidde  mu kitundu kye Parombo mu Nebbi District. Bwabadde atongoza edagala lino minisita  akola ku by’obulamu Dr. Jane Ruth Aceng  agambye nti dosi  y’edagala lino yakutekebwanga mu kamwa […]

Palamenti edamu okutuula leero.

Palamenti edamu okutuula leero.

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Olunaku olwaleero parliment lwegenda okuddamu okutuula, oluvanyuma lwa amyuka speaker Jacob Oulanyah okugisindika mu luwumula sabiiti ewedde nga bwebalinda okwanukulwa okuva mu baluuwa sipiika gyeyawandiikira omukulembeze we gwanga. Mubaluwa eno SipiikaRebecca Kadaga yali ayagala pulezidenti abategeeza ani yakuba ababaka ba palamenti  mu kulonda […]

Kitatta asabye okweyimirirwa mu kooti ya’magye

Kitatta asabye okweyimirirwa mu kooti ya’magye

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omuyima wekibinja kya Boda-Boda 2010 Abdullah Kitatta nate aziddwayo ku alimanda ku nkambi yamagye e Makindye okutuikira ddala nga September 17th kooti lwenalamula ku kusaba kwe okwokweyimirirwa. Nga bwekyali ku Gen Kayihura, ne Kitatta asabye ayimbulwe awoze ngava bweru wa kkomera. Kitatta […]

Kayihura yeyanjudde ku kooti ya’magye owaleero

Kayihura yeyanjudde ku kooti ya’magye owaleero

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali ssbapoliisi we gwanga Gen. Kale olwaleero yeyanjudde mu eri omuwandiisi wa kooti yamagye, Maj. John Bizimana ngobumu ku bukwakulizo obwamutekebwako ngayimbulwa. General Kayihura yayimbulwa awoze ngava bweru wakaddukulu, nga August 28th 2018 era nalagirwa okweyanjulanga ku kooti eno buli lwa Babalaza […]

Omubaka Zaake bamukirizza okugenda e bweru ajanjabibwe

Omubaka Zaake bamukirizza okugenda e bweru ajanjabibwe

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Banamateeka bomubaka omwa munispaali ye Mityana Francis Zaake bategezezza nti kati, batandise okukola ku biwandiiko byomuntu waabwe agende e bweru okujanjabibwa. Munnamateeka Nicholas Opiyo atubuliidde nti omubaka Zaake bamuyimbudde ku kakalu ka poliisi, nga kati wakutwalibwa ajanjabibwe mu ddwaliro lyanaaba yeyagalidde. Poliisi […]

Omubaka Francis Zaake akiriziddwa okugenda e Bunayira.

Omubaka Francis Zaake akiriziddwa okugenda e Bunayira.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Kyadaaki omubaka w’ekibuga kye Mityana Francis Zaake akiriziddwa okugenda e Bunayira okufuna obujanjabi. Ono police erudde nga emugaanye okuva mu gwanga, kyoka leero emugudeko omusango gw’okulya munsi olukwe, era nemuyimbula ku kakalu ka kooti. Kati twogedeko ne munamateeka wa Zaake, Nicholas Opio […]

Buganda eyagala Pulezidenti ateese n’abavuganya gavumenti.

Buganda eyagala Pulezidenti ateese n’abavuganya gavumenti.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde omukulembeze wa Uganda okutuula ateese nabamuvuganya, mukifo ky’okudda mukusika omuguwa, kko n’okukozesa obukambwe obuyitiridde. Katikiro okwogera  bino abadde  mu lukiiko lwa Buganda olukubaganyizza ebirowoozo ku kwogera kwa Kabaka  bweyali aggulawo olukiiko olwa 26th naagamba nti […]