Amawulire

Gavumenti erabudde bannayuganda abali ku mawanga.

Gavumenti erabudde bannayuganda abali ku mawanga.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Government ya Uganda erabudde bannayuganda  abali ku Mawanga okwewala okukozesa emikutu gy’amawulire naddala egya social media okuwereza obubaka obukuma omuliro mu bantu. Kino kidiridde okukwatibwa kwa Kato Kajumbi  omu kubakulembeze ba UNNA nga kigambibwa nti ono  yalabikira mu kwekalakaasa okwali mu Boston […]

UPDF egumizza abantu ku majje agali mu Kibuga.

UPDF egumizza abantu ku majje agali mu Kibuga.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Amajje ge gwanga gasabye bannayuganda okukoma okwewanika emitima olw’abanamajje abali ku nguudo z’ekibuga mu bungi. Twogedeko nayogerera amajje ge gwanga Brig. Richard Karemire naagamba nti eno tegwana kubeera nsonga kubanga abajaasi bali mubuli kasonda ka gwanga si kampala yokka,kale nga kino tebagwana […]

Omubaka Kasiano Wadri adayo mu kooti.

Omubaka Kasiano Wadri adayo mu kooti.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Omubaka wa Parliament owa  Arua municipality Kasiano Eziati Wadri  leero ategeezeza nga bwagenda mu mbuga z’amateeka okuwakanya ekiragiro kya kooti ekyamugaana okugenda mu kitundu gyakikirira. Kinajukirwa nti kooti bweyali eyimbula abasibe 33 abateberezebwa okukola obuvuyo mu kulonda kwe Arua nga kuno kwekwali […]

Mukirize Zaake afune obujanjabi-Ssabasumba ayogedde.

Mukirize Zaake afune obujanjabi-Ssabasumba ayogedde.

Ivan Ssenabulya

September 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ssabasumba  w’essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga asabye Gavumenti okuyimbula abantu abakyali mu makomera abaakwatibwa mu Arua nga August 13 naddala okukkiriza omubaka wa Mityana Municipality Francis Zaake okugenda ebweru ajjanjabibwe. Bino bibadde mu bubakabwe bwaweredde mu misa gyayimbye leero mu […]

Abantu bekalakaasa olw’agavumenti okukwata omubaka Kyagulanyi

Abantu bekalakaasa olw’agavumenti okukwata omubaka Kyagulanyi

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2018

No comments

Bya Kato Joseph ne Sam Ssebuliba Wano mu Kampala embeera esiibye yab unkenke nga kino kidiridde abantu okulaga obutali bumativu olwa police okugaana  omubaka wa kyadondo east Robert Kyagulanyi okugenda e bweru ajanjabibwe. Musasi waffe Kato joseph ali mu kibuga atubuulide nti mpaawo kwekalakaasa kwamaanyi […]

Uganda eyagala kenya yetonde olwababa abavuma Museveni

Uganda eyagala kenya yetonde olwababa abavuma Museveni

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Government ya Uganda eriko ebaluwa gy’ewandiikidde ginaayo eya Kenya nga eyagala egitegeeza lwaki abantu baabulijjo, kko n’ababaka ba parliament baayomba nga ulumuse ku kya police okukwata Bobi wine nebatuuka nokulengeza omukulembeze we gwanga lya Uganda. Minister wa Uganda akola ku  nsonga za […]

Abakulembeze ba Sudan bakoze endagaano ey’emirembe

Abakulembeze ba Sudan bakoze endagaano ey’emirembe

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwanga lya South Sudane  Salva Kiir akirizza okuteeka omukono ku ndagaano ey’emirembe ne Riek Machar . Bano babaade bamaze esabiiti eziwera  nga bekuteerera  mu kibuga Khartoum , nga amakulu mukyo kumalawo  okulwanagana okwatandika mu mwaka 2013. Bino bigidde mukadde nga […]

Pulezident alabuddwa ku bakungu abalyake.

Pulezident alabuddwa ku bakungu abalyake.

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2018

No comments

Bya samuel ssebulba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni awabuddwa okudamu yeekenenye abaduumizi b’amajje , n’ebitongole ebikuuma dembe, kubanga  bino byandiba nga birimu abantu abaliisa abantu akakanja nga ekigendererwa kukyayisa government. Bino bigidde mukadde nga abalwanirizi b’edembe ly’obuntu batadde government kuninga kunkola ey’amajje okukuba nga abantu […]

Abaali abakozi mu UNRA basibiddwa emyaka 5

Abaali abakozi mu UNRA basibiddwa emyaka 5

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali akulira ebyensimbi mu kitongole kyebyenguudo ekya UNRA Joel Semugooma nomubalirizi webitabo Wilberforce Senjaako basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzir, bebakeyo emyaka 5 olwokukozesa obubi wofiisi ye. Ate omusubuzi Apollo Senkeeto yyemu kkomera wakwebayo emyaka 10 olwokwefuula kyatali nabba obwumbi 24 […]

Gavumenti egamba nti omubaka Zaake abadde atoloka

Gavumenti egamba nti omubaka Zaake abadde atoloka

Ivan Ssenabulya

August 30th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omwogezi wa gavumenti, agamba nti beekengedde omubaka wa munispaali ye Mityana Francis Zaake, nti abadde atoloka. Omubaka ono akwatiddwa abakuumam ddembe, ku kisaawe Entebbe byabadde agenda okutwalibwa mu gwanga lya India okujanjabibwa. Zaake bamutwalidde mu Ambulance okuva ku ddwaliro e Rubaga gyabadde […]