Amawulire
Abalwanirira eddembe lya’bamawulire basisinkanye abakulu mu magye
Bya Ivan Ssenabulya Abalwanirizi be ddembe lyabanamwulire mu kibiina kya Human Rights Network for Journalists Uganda basisinkanye abakulu mu magye ge gwanga, ku kitebbe kyamagye e Mbuya ku bukwakulizo bwebataddewo, nga babanja nti amagye abakubye banamuwlire bavunanibwe, mu lujudde. Banamwulire abawerako balabwako ngabamagye babawuula embooko […]
Bobi Wine nebanne 12 bayimbuddwa.
Bya samuel Ssebuliba. Kyaki kooti ekirizza okuyimbula abantu 12 abaakwatibwa mu kulonda kwe Arua municipality , nga kuno kwekuli n’omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi. Abalala abayimbuddwa kuliko Robert Kyagulanyi, Paul Mwiru, Casiano Wadri, Mike Mabikke n’abalala nga bano kakano balinze kudda waka Omulamuzi ogubadde […]
Omusajja akwatidwa nga atembeya akawanga k’omuntu
Bya Abubaker Kirunda. Police mu district ye Bugweri etandise okunonyereza ku musajja eyakwatiddwa nga atembeeya akawanga komusajja. Akwatiddwa ye Patrick Kiyimba omutuuze we Buyebe mu gombolola ye Ibulanku , nga ono abadde n’akawanga k’omugenzi Mikaili Mboli eyafiira ku myaka omukaaga.. Kigambibwa nti ono abadde ayagala […]
Ababaka abaakwatibwa mu Arua tebanakirizibwa kweyimirirwa.
Bya samuel ssebuliba. Kkooti ewozesa misango gy’abantu abaakwatibwa mukulonda lwe Arua ekyagenda mu maaso n’okuwulira okusaba kwabwe, nga bano baasaba kweyimirirwa. Abavunaanwa bali 33, wabula nga kooti esoose kukola ku 14 olw’obufunda bw’ekifo. Abasoose okukolebwako kuliko Robert Kyagulanyi, Casiano Wadri, Gerald Karuhanga, Mike Mabikke nabalala. […]
Dr Cyprian Lwanga ayagala abasibe b’ebyobufuzi bayimbulwe
Bya Sadat Mbogo. Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Kitaffe mu Katonda Dr. Cyprian Kizito Lwanga akangudde ku ddoboozi eri gavumenti ya kuno nga agamba nti egwana eyimbule e abasibe bonna abaggalirwa naddala ng’ensonga za byabufuzi. Ssabasumba agamba nti ssinga gavumenti ekkakkanya ku bukambwe bwayo bweyolesa […]
Okusabira omubiri gwa Dr Ndyanabangi kugenda mu maaso.
Bya Ben Jumbe. Amakya ga leero olunaku olwaleero abasawo, ab’enganda, kko n’ab’emikwano bagenda kukunganira wano All saint Cathedral e Nakasero okusabira omubiri gy’omugenzi Dr Sheila Ndyanabangi. Dr Sheila abadde musawo omutendeke, era nga yaakola ku by’obulwadde bw’emitwe n’okozesa ebiragalagala mu ministry ekola ku by’obulamu. Omukyala […]
Pulezidenti atabukidde akakiiko kebyokulonda- agamba kanafu nyo.
Bya Ndaye Moses. Omukulembeze w’egwanga Yoweri Museveni ataamidde akakiiko k’ebyokulonda nga agamba nti bano bazembe abawedde emirimo, era nga n’emirimo gyandiba nga gibalemye. Bweyabadde atongoza obukiiko bw’abakyala obwa NRM wano mu Kampala, president yagambye nti okulonda nga okwali e Jinja East okwawangulwa munnaFDC Paul Mwiru, […]
Bobi Wine ne banne bazeeyo mu kooti- baagala kweyimirirwa
Bya Ben jumbe. Olunaku olwaleero banamateeka abawolereza abantu abaakwatibwa mu kulonda kwe Arua abasuka mu 30, nate bazeeyo nga baagala abantu baabwe bakirizibwe okweyimirirwa. Abamu kubasibe aboogerwako kuliko omubaka we Kyadondo East MP Robert Kyagulanyi Sentamu owe , Arua Municipality Kassiano Wadri, Paul Mwiru, Gerald […]
Amawulire ku mukenenya gatandise okuwudiisa abasajja.
Bya Ndaye Moses. Minister omubeezi akola ku by’obulamu Sarah Opendi ategeezeza nga obubaka obusasanyizibwa ku byamukenenya ate bwebuyinza okuviirako mukenenya okweyongera. Bwabadde ayogera n’abakola ogw’okulwanyisa mukenenya abakunganidde wano mu Kampala, minister agambye nti waliwo abalimba abasajja nti bwebagenda nebakomolebwa bagenda kuba tebakwatibwa mukenenya, kyagamba nti […]
Pulezidenti agamba talina buyinza buta Bobi wine.
Bya samuel ssebuliba. Omukulumbeze we gwanga Kaguta Museveni, atangaazizza nga bw’atalina buyinza obuyimbula omuntu yenna okuva mu komera, nga abamu bwebabade bamusaba akole ku nsonga z’omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi. Kinajukirwa nti okuva kyagulanyi n’ababaka abalala lwebakwatibwa ku by’okukuba amayinja emotoka ya president, abantu […]