Amawulire

Bannayuganda bagamba tebakyagenda mu malwaliro ga gavumenti.

Bannayuganda bagamba tebakyagenda mu malwaliro ga gavumenti.

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Okunonyereza okwakolebwa aba Sauti za Wanaichi ku by’obulamu bya Uganda mu mwaka 2017 nadala kubutya , abantu bwebalaba eby’obulamu n’enkozesa y’amalwaliro  ga government yalaga nga banna-uganda ebitundu 51% bwebaludde nga tebagenda mu malwaliro ga government okufuna obujanjabi. Kubano abaagendayo ebitundu 30% bagamba […]

Ssabaminisita Dr Ruhakana Rugunda agenda mu Acholi.

Ssabaminisita Dr Ruhakana Rugunda agenda mu Acholi.

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Ssabaminister we gwanga Dr Ruhakana Rugunda olunaku olwaleero agenda kwolekera ekitundu kye Acholi ne Madi, nga eno agenda kumalayo enaku biri nga amalawo enkayana ku taka lye Apaa. Omwogezi wa  office ya ssabaminister Julius Mucunguzi,atubuulide nti ekibinja ekigenda kuliko amyuka ssabaminister asooka […]

Bobi wine waakwogerako eri ensi yonna leero

Bobi wine waakwogerako eri ensi yonna leero

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Tutegeezeddwa  nga omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi eyadussibwa mu gwanga lya America nga ataawa bwagenda okwogerako eri banamawulire leero ku saawa 5pm ezaawano nga asinziira mu America. Ono agenda kubeera wamu ne nemunamatekawe Robert Amsterdam okutegeeza banaawulire kubiki byeyitamu nga akwatiddwa. […]

Aba FDC bataddewo obukwakulizo okwetaba mu nteseganya

Aba FDC bataddewo obukwakulizo okwetaba mu nteseganya

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Ivan Ssenabulya Aboludda oluvuganya gavumenti mu kibiina kya Forum for Democratic Change bagala ni wabeewo, okwekennenya ebyava mu kulonnda kwa 2016, nga kyebataddewo ngobukwakulizo bwebanaaba bakwetaba mu nteseganya ezitegekebwa banandiini. Bwabadde ayogera ne banamwulire, nte tebaneteba amu kafubo naba Interrligious Council […]

Alipoota ku kutulugunya ababaka daaki esomeddwa

Alipoota ku kutulugunya ababaka daaki esomeddwa

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Omumyuka womukubiriza wa palamenti Jacob Oulanyah daaki akiriza alipoota yakakiiko ka palamenti, akatekebwawo okunonyererza ku bigambibwa nti ababaka ba palamenti abawkatibwa mu kulonda kwe Araua baatlugunyzibwa. Alipoota eno ebadde emaze kyenkana wiiki bbiri, mu palamenti nga teyanjulwa mu butongole. Ebimu ku birabikidde […]

Gavumenti ekyalemereddwa okugaba amabaluwa eri abasomesa

Gavumenti ekyalemereddwa okugaba amabaluwa eri abasomesa

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka we ssaza lye Bulamogi Kenneth Lubogo asabye palamenti okunonyereza kungeri ettendekero lya gavumenti erye Kyambogo gyeriremereddwamu okugaba zzi diploma eri abayizi mu matendekero gabasomesa, National Teachers’ Colleges. Gavumenti mu myaka 8 ejitise, ebaddenga yeddukanya amatendekro gabasomesa okuva mu 2013, wabulanga waliwo […]

Akakiiko akanonyereza ku by’okukabasanya abaana katandise.

Akakiiko akanonyereza ku by’okukabasanya abaana katandise.

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Akakiiko ka palamenti akaaketebwewo sipiika wa Parliament Rebecca Kadaga okunonyereza ku bikolwa eby’okukabasanya abaana mu masomero , kyadaaki katandise emirimo gyako. Kano akakiiko akakulirwa omubaka we Gomba west Robina Rwakojo  kaatandise lunaku lwajjo, era nga kaasose na kusisinkana omubaka w’abavubuka Ana Adeke , […]

Abaaliko abakuumi basatu bakwatidwa mu bubbi.

Abaaliko abakuumi basatu bakwatidwa mu bubbi.

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Police ya Rwizi ekutte abaaliko abakuumi b’ebitongole eby’obwanakyeewa bisatu nga bano basangiddwa n’emundu gyebabade bakozesa okubba abantu Ayogerera police ye Rwizi Samson Kasasira  agambye nti bano basangiddwa ne mundu  egambibwa okuba nga yabibwa  ku mukuumi wa Tiger Security Company songa ata yakozesebwako […]

Abaana abatayayaaya e Mukono bakukwatibwa.

Abaana abatayayaaya e Mukono bakukwatibwa.

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya ssenabulya Ivan. Abakulembeze mu kibuga kye Mukono balangiridde ekikwekweto ku baana b’amassomero abali mu luwumula abatayaya mu kibuga. Bano bagamba nti abaana bakeera kutayaaya n’okweyuuna ebibanda bya firiimu, okulonda scrap nebiralala omuli obubbi, nokunywa omwenge. Omumyuka wa mayor wa munispaali ye Mukono, Jamadah Kajoba […]

Gavumenti egamba Bobi wine avugirirwa bazungu.

Gavumenti egamba Bobi wine avugirirwa bazungu.

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’obwa President Esther Mbayo akaayuukidde abavubuka baalumirizza obutassa kitiibwa mu gavumenti ya Pulezidenti  Museveni so nga ekoze kinene okubateerawo embeera ebasobozesa okwekulakulanya. Mbayo asinzikidde mu lusirika lwa ba RDC okuva mu bitundu bya Buganda Olubadde ku Hotel Brovad […]