Amawulire

Bamalaaya balumbye Lokodo

Bamalaaya balumbye Lokodo

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Ekibiina ekirwanirira eddembe lya bamalaaya kisimbidde ekkuuli ekirowooza kya minisita w’ebyempisa Fr. Simon Lokodo okuwera obupiira bugalimpitawo okuva mu kabuyonjo za palamenti Omwezi oguwedde Father Lokodo yategeeza nga palamenti bw’ejjudde abantu abafumbo abalina abagaalwa baabwe nga tewali nsonga lwaki ate babawa obupiira Banakyaala bagamba nti […]

Aba DP beyuzizza- Mao alumbye Lukwago

Aba DP beyuzizza- Mao alumbye Lukwago

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Ssenkaggale wa DP Norbert Mao aweze nga bw’azze n’enkuba empya egenda okutwala ekibiina mu maaso. Norbert Mao abadde taliiwo okumala emyezi ebiri agamba nti wakutandikira ku kugolola ba memba ttumba abasiiwuuse empisa w’atabadde Ono alayidde nti k’abe lubaale oba katonda , ttabamiruka w’ekibiina wakugenda mu […]

Abantu bayize okwerinda

Abantu bayize okwerinda

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Poliisi etenderezza abantu ba bulijjo olw’okubeera obulindaala mu by’okwerinda Kiddiridde okuzuula akamundu ka baana bazannye abantu kebabadde bayita emmundu ya ddala era poliisi erwanyisa obutujju y’ekajjeewo. Ng’ayogerako eri bannamawulire ,akulira poliisi ekuuma abakungu Chris Besigye agambye nti kino kiwa essuubi nti abantu bagoberera ebibali okumpi.

Aba DP banaatula ku mivuyo mu kulonda

Aba DP banaatula ku mivuyo mu kulonda

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Olukiiko lw’abakulembeze b’ekibiina kya Democratic Party okuva mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo lwakutuula olunaku olwenkya okutunula mu kwemulugunya kwonna okwabadde mu kulonda kw’obukulembeze bw’ekibiina obw’emitendera egyawansi. Nga ayogerako eri bannamawulire ku kiteba kya DP , omwogezi w’ekibiina kino Kenneth Paul Kakanda ategezezza nga ensisinkano eno bw;egenda […]

Banka y’eggwanga etendewaliddwa

Banka y’eggwanga etendewaliddwa

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Ssenkulu wa banka enkulu  Emmanuel Tumusiime Mutebile ategezezza nga Banka enkulu bweyimirizza okugula zi doola kubanga mpaawo kyekitaasizza  ku kunaabuka kwa siringi.   Mu kiwandiiko ky’afulumizza olwaleero Mutebile ategezezza nga bwebakoze ekisoboka okutaasa siringi okwongera okunabuuka nga bagula doola zino naye mpaawo kikyuuse  kubanga bannayuganda […]

Teri kuzzaako TV zitali za digito

Teri kuzzaako TV zitali za digito

Ali Mivule

July 7th, 2015

No comments

Essuubi lyabannayuganda abaagala TV zaabwe zidizibwe ku nkola ya analog etali yakussulira ligenda lisebengerera. Omulamuzi wa kkooti ye Mengo omukulu Jane Natukunda asazizzamu ekiragiro kya kkooti eno ekyasooka okuzzako Tv z’abantu ezagyibwako ezitaali ku nkola ya Digito.   Natukunda ategezezza nga kkooti ye Mengo bweri […]

Ow’amasanyalaze y’abadde agabba

Ow’amasanyalaze y’abadde agabba

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

  Abakulira ekitongole kya masanyalaze ekya UMEME mu bendebendo lya Mityana bakutte omukozi waabwe lwakubba masanyalaze n’ayungako n’abantu abalala abasukka mu kkumi. Akwatiddwa ategerekese nga Deo Seruyima ng’abadde akolera mu disitulikiti ye Mubende, akwatiddwa lubona ng’ayisa amasanyalaze  mu ttaka okuyuga ku batuuze wamu n’okwenyigira mu […]

Ebya Lwakataka ssi birungi- waliwo amulumiriza okutta

Ebya Lwakataka ssi birungi- waliwo amulumiriza okutta

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Omusajja abadde avunaanibwa ne kafulu mu kuvulumula emmotoka Ponsiano Lwakataka asingisiddwa emisango mwenda egy’ettemu Asuman Muddu yakkirizza okutta ab’omu maka g’omusumba Steven Mugambe gwebalumba mu matumbi budde. Asuman Muddu ne banne okuli Vincent Fangesi,  Ponsiano Lwakataka ne Emmanuel Zinda baalabikako mu maaso g’omulamuzi wa kkooti […]

Omuyizi atomeddwa

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Omuyizi wa siniya esooka ali mu ddwaliro e Mulago taliiko ayamba oluvanyuma lw’okufira akabenje wali e Kalerwe enkya ya leero. Enrick Mushabente asomera ku St Margaret Secondary School ku Sir Apollo Kagwa atomeddwa motoka bw’abadde agenda ku ssomero. Ono yaddusiddwa mu ddwaliro abazira kisa abataakutte […]

Abadde ayoza piki abbidde

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Abatuuze ku kyalo Nankonge mu gombolola ye Ntenjeru mu disitulikiti ye Mukono babutikiddwa entiisa bwebazudde omulambo gw’omuvubuka ng’afiridde mu kidiba. Omugenzi ategerekese nga Moses Lutaaya atemera mu myaka 15 abadde agenze okwoza pikipiki ya kitaawe ategerekeseko erya Ssemwanga. Ono olumaze n’asalawo okuwuga, wabula nayolekera amazzi […]