Amawulire

Okuddabiriza Namugongo kutandise

Okuddabiriza Namugongo kutandise

Ali Mivule

July 3rd, 2015

No comments

Ssabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga alangiridde mu butongole enteekateeka z’okuddabiriza ekiggwa ky’abajulizi ekye Namugongo n’ekye Munyonyo ng’omulimu gutandise olwaleero. Bino byonna byakukolebwa ng’eggwanga lyetegekera okukyala kwa Papa Francis mu mwezi gwa November. Ekelezia katolika era etegezeza nga Papa bw’agenda okutuuka kuno […]

Temukuliriza bumanyirivu

Temukuliriza bumanyirivu

Ali Mivule

July 3rd, 2015

No comments

Abagaba emirimu basabiddwa okuwa abayizi ababa bakatikiddwa omukisa okukolera mu makampuni gaabwe yadde nga tebalina bumanyirivu ku mulimu guno. Okusaba kuno kukoleddwa ssabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda kitaffe mu katonda Stanley Ntagali mu kutikkira abayizi ku yunivasite ya Uganda Christian University e Mukono. Ntagali ategezezza nti […]

Bukenya ssiwakwetaba mu kamyufu

Bukenya ssiwakwetaba mu kamyufu

Ali Mivule

July 3rd, 2015

No comments

Eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga Prof Gilbert Bukenya agamba nti ssiwakwetaba mu kamyufu ka NRM Bukenya bino abyogeredde mu Lukiiko lw’eokwebuuza ku ba memba b’ekibiina kye ekya National Transitional Party mu maka ge e Kakiri mu disitulikiti ye Wakiso. Prof Bukenya agambye nti mu kaseera k’akamyufu […]

Teri kuzzaako TV

Teri kuzzaako TV

Ali Mivule

July 3rd, 2015

No comments

Minisita omubeezi avunanyizibwa ku by’empuliziganya ne tekinologiya Nyombi Tembo asabye abantu babulijjo obutagendera ku kiragiro kya kkooti okuyimiriza enkola ya Digito. Olunaku lw’eggulo omulamuzi w’eddaala erisooka e mengo yayisiza ekiragiro ekiyimiriza akakiko akavunanyizibwa ku byempuliziganya, okujjako TV ezitali ku Digito. Nyombi agambye nti bannamateeka okuva […]

Akulira abakozi mu minisitule y’ekikula ky’abantu mwenyamivu

Akulira abakozi mu minisitule y’ekikula ky’abantu mwenyamivu

rmuyimba

July 3rd, 2015

No comments

Akulira abakozi mu minisitule y’ekikula ky’abantu mwenyamivu olw’abakyala abeyongera okwekalakaasa nga beyambula. Kino kiddiridde abakyala ab’enjawulo wano mu ggwanga okwegumbulira omuze okweyambula okulaga obutali bumativu bwabwe naddala ku nkaayana z’ettaka. Jane Mpagi agamba kuno kutyobola kitiibwa ky’abakyala nga balaga emibiri gyabwe ekikyamu. Ono olukongoolo alutadde […]

FDC olwaleero bakusisinkana abesimbyewo

FDC olwaleero bakusisinkana abesimbyewo

rmuyimba

July 3rd, 2015

No comments

Ab’ekibiina kya FDC olwaleero bakusisinkana abesimbyewo ababiri abasunsuddwa ku ky’okukwatira ekibiina bendera mu kulonda kwa 2016. Ababiri kuno kwekuli ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Maj Gen Mugisha Muntu negweyaddira mu bigere Dr. Kiiza Besigye nga era bano balina emyezi 2 okumatiza abakungu b’ekibiina okubalaonda. Ssentebe w’akakiiko […]

Minisitule y’ebyemirimu n’enguudo esabiddwa okwanguya emulimu

Minisitule y’ebyemirimu n’enguudo esabiddwa okwanguya emulimu

rmuyimba

July 3rd, 2015

No comments

Minisitule y’ebyemirimu n’enguudo esabiddwa okwanguya omulimu gw’okugogola emigga okuli Nyamwamba ne Nyamugashani nga tebanazimbako ntindo. Emigga gino ku lwokusatu gyazzemu okubooga negiziba oluguudo oluva e Kasese okudda e Fortportal ssaako n’okwonona olutindo lwe Nyakasanga . Omubaka wa palamenti omukyala akiikirira Kasese Winnie Kiiza agamba bazze […]

Ucc elagidwa okuzaako Tv zabanauganda

Ucc elagidwa okuzaako Tv zabanauganda

rmuyimba

July 3rd, 2015

No comments

Akakiiko k’ebyempuliziganya aka Uganda communications commision olwaleero kasuubirwa okusalawo ku kyakkooti okubalagira okuyimiriza enkola ya digito bazzeeko Tv zabannayuganda zebagyako. Olunaku olw’eggulo omulamuzi wa kkooti e Mengo y’ayisizza ekiragiro TV z’abantu zonna bazizeeko mangu. Wabula ye omwogezi w’akakiiko kano Fred Otunu ategezezza nga bwebatanafuna kiwandiiko […]

Abayisiraamu abalala bakuttibwa- omulangira Nakibinge yoomu ku bbo

Ali Mivule

July 2nd, 2015

No comments

Waliwo olukalala oluggya olufulumiziddwa nga lulaga amannya g’abayisiraamu abalindiridde okuttibwa akadde kano Olukalala luno lwanjuddwa minisita akola ku nsonga z’omunda mu ggwanga mu gavumenti erinze obuyinza Mohammed Muwanga Kivumbi. Ku bali ku lukalala luno kwekuli Jjajja w’obuyisiraamu Omulangira Kassim Nakibinge, Sheikh Obedi Kamulegeya, Haruna Jjemba, […]

Gen Muntu awandiisiddwa

Ali Mivule

July 2nd, 2015

No comments

Ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Maj Gen Mugisha Muntu awandiisiddwa okuvuganya kw’ani anakwatira ekibiina kya FDC bendera mu kalulu ka 2016. Muntu agenda kuvuganya ne Dr Kiiza Besigye eyasusuddwa olw’eggulo. Muntu asembeddwa ababaka okuli Angelina Osege,  Abdul Katuntu, ne Steven Ochola kko nabalala . Amangu ddala […]