Amawulire

Mbabazi agumbye e Mbale- poliisi ebyegaanye

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Ssenkaggale wa poliisi Gen Kale Kaihura agumbye mu disitulikiti ye Mbale. Kino kyakwetegekera Amama Mbabazi ayagala okutandikira eno mu kawefube gw’aliko ow’okwebuuza ku balonzi ku nteekateeka ze ez’okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga Emotoka za poliisi zirabiddwaako nga zirawuna ebibuga emisana n’ekiro nga n’abasirikale beyongedde mu bitundu […]

Okwegatta ge maanyi – Mbabazi

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Patrick Amama Mbabazi agamba nti obumu kyekisinga obukulu mu kadde kano okuleetawo enkyukakyuka Ng’ayogerako eri bannamawulire, Mbabazi agambye nti bannayuganda balina okuyiga okwegatta ku nsonga ezikwata ku buli omu naddala mu kaseera kano ng’eggwanga lyetaaga okubeera n’enkyukakyuka mu byobufuzi mu mirembe Ono […]

Gavumenti ekungubagidde Nalulungi w’ebyobulambuzi

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Gavumenti etenderezza nyo  ababaka b’ebyobulambuzi by’eggwanga 2 ne munnamawulire abafiiridde mu kabenje. Norah Atim nga ye nalulungi w’ebyobulambuzi mu bukiika kkono bw’eggwanga, Barbara Nakiwolo omu ku besimbawo ku bwanalulungi bw’ebyobulambuzi ssaako ne munnamawulire wa NTV Resty Namawejje bebajukiddwa oluvanyuma lw’okufiira mu kabenje ku lunaku olwomukaaga […]

Abatabbuliiki betta lwa nsimbi- abatta Kiirya olukwe baalulukira ebbanga

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Poliisi kyaddaaki efulumizza alipoota ku kuttibwa kw’abayisiraamu abazze battibwa mu myezi ena egiyise Alipoota eno etunuulidde abakulembeze b’abayisiraamu kkumi abazze battibwa ng’ensonze ku nkayaana mu batabuliiki nga bakayaanira byanfuna Alipoota ya poliisi eyogera ku nsimbi eziva mu mawanga ga Buwarabu okuba nti zeezizadde obuzibu. Ng’afulumya […]

Bbomu zisse abasoba mu 40

Bbomu zisse abasoba mu 40

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya Nigeria abantu abasoba mu 44 bafiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu ez’emirundi 2 mu kibuga kya Jos . Bbomu zino zikubye omuzikiti n’ekiriiro ky’emmere. Tewaali yavuddeyo kwewana mabega wabulumbaganyi buno yadde nga abasinga olukongoolo balusonga ku bakambwe ba Boko Haram. Mu nnaku ntono […]

Eddogo terikola mu byabufuzi- Bannaddiini

Eddogo terikola mu byabufuzi- Bannaddiini

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Waliwo omusumba w’abalokole mu bukiika kkono bw’eggwanga awadde bannabyabufuzi bonna abagenda okwesimbawo amagezi okwewalira ddala okukozesa eddogo okusendasenda abalonzi okubawagira kubanga obukulembeze buva eri mukama Katonda. Paasita  James Ochan agamba nga okulonda kwa 2016 kukubye kkoodi bannabyabufuzi bangi beyuna eddogo okubawanguza neberabira Katonda eyabatonda. Agamba […]

Gwebasanze ne ttiyagaasi gamumyuse

Gwebasanze ne ttiyagaasi gamumyuse

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

  Poliisi ye Matete  eriko omusajja ow’emyaka 30 gwekutte lwakusangibwa nakakebe ka tiya gaasi. Edward Kawawa y’akwatiddwa ne tiya gaasi ono wamu n’engatto za poliisi . Kawawa okukwatibwa kyaddiridde okuteega abantu abaabadde badda ewaabwe nga bava ku mwleso n’ababba obutabalekera kantu. Muliraanwa wa Kawawa yeyatemezza […]

Basuulidde poliisi Omulambo

Basuulidde poliisi Omulambo

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

  Wabaddewo katembe ku kitebe kya poliisi e Soroti oluvanyuma lw’abenganda z’omuvubuka  eyakubiddwa poliisi amasasi n’afa okusitula omulambo gwe nebagusulira poliisi. Bano becwacwanye nga balumiriza poliisi okubattira  omwana waabwe Wabula olutuuse ku poliisi bano era basoose kukaayana ku wa webalina okusuula omulambo guno nga abamu […]

Nkomyeewo ate na maanyi- Besigye

Nkomyeewo ate na maanyi- Besigye

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC  Dr. Kiiza Besigye asoomozezza omuntu yenna alina obujulizi nti y’asuubiza obutaddamu kwesimbawo ku bwapulezidenti yesowoleyo. Nga ayogerako nebannamawulire amakya galeero wali ku ofiisi za Katonga, Besigye ategezezza nga bulijjo bwakinoganya nti enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda zisooka kukolebwako nga tanesimbawo. Besigye […]

Teri kudda Mabega, ngenda mu bantu -Mbabazi

Teri kudda Mabega, ngenda mu bantu -Mbabazi

Ali Mivule

July 6th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi   ategezezza nga poliisi bwetalina buyinza kugaana lukungana lwabufuzi lwonna okugyako okuwa abalurimu obukuumi. Bino Mbabazi abyogedde  ayogerako nebannamawulire amakya galeero, . Bw’atuuse ku tteeka erilungamya enkungaana, Mbabazi ategezezza nti abantu abasinga bamunenya nti yeyali emabega w’okuleeta etteeka lino […]