Amawulire

Babatemudde nebabasalamu emitima

Babatemudde nebabasalamu emitima

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyaalo Kacwamango mu gombolola ye Kigando mu distulikiti ye Mubende abafumbo babiri bwebatemuddwa  abazigu nebakuliita n’emitima gyaabwe. Abagenzi kuliko Manuel Tumwesigye ng’abadde wa myaka 60 egy’obukulu ne mukazi we Lilian Bereta ow’emyaka 50. Abazigu babalumbye  amaka gaabwe agasangibwa e Kacwamango mu […]

Aba Mbabazi bagenze mu kkooti

Aba Mbabazi bagenze mu kkooti

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Abawagizi b’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi olutalo balututte mu kkooti Ahmed Washaki, Habib Wambede ne Abdullah Kutosi bataddeyo omusango mu kkooti enkulu e Mbale nga bagaala kiragiro kikkiriza Muntu waabwe kwetaaya Bagaala kkooti era erangirire nti ba ddembe ba ddembe okutuuza enkiiko n’okwogera ku bibakwatako era […]

Mbabazi bamwegaanye ku nvanyuma

Mbabazi bamwegaanye ku nvanyuma

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Abaddukanya wooteri ya Mbale resort awabadde walina okubeera olukiiko lw’eyali Ssabaminista Amama Mbabazi bamweganye ku ssaawa esembayo. Bano bagamba nti ebiragiro okuva waggulu bisusse nga kati basazeewo nti Mbabazi aleme kukuba Lukiiko mu wooteri yaabwe. Mbabazi yali yawandiikira poliisi ng’egitegeeza nti wakubeera n’olukiiko e Mbale […]

Ensinsikana ya Mbabazi ne Museveni teyavuddemu kalungi

Ensinsikana ya Mbabazi ne Museveni teyavuddemu kalungi

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

  Kitegerekese nga ensisinkano wakati wa Amama Mbabazi n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni bwetavuddemu kalungi.   Munnamateeka wa Mbabazi  Fred Muwema ategezezza nga pulezidenti Museveni bw’atasazewo oba Mbabazi waddembe okugenda mu maaso n’okwebuuzakwe oba nedda.   Wabula Muwema agamba yadde nga guli gutyo Mbabazi wakugenda mu […]

Ekiri e Mbale- wakanya Mbabazi ofune 20,000

Ekiri e Mbale- wakanya Mbabazi ofune 20,000

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

  Poliisi erabiddwako mu tawuni y’eMbale nga ekuuma abakubira pulezidenti Museveni Kampeyini nga bagabira abateberezebwa okubeera abawagizi ba pulezidenti ensimbi okuwakanya  Mbabazi nga azze mu kitundu kino okwebuuza ku balonzi be olunaku lw’enkya. Amyuka aduumira poliisi ekkakanya obujagalalo mu bitundu by’e Bukedi Sam Omalla y’akulembeddemu […]

Poliisi yeweredde Mbabazi- alemedde ku nsonga

Poliisi yeweredde Mbabazi- alemedde ku nsonga

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Nga eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi awera okugenda e Mbale okwebuuza ku balonzi be ku by’okwesimba ku bwa pulezidenti, poliisi nayo emweweredde kaageza n’alinya ekigere e Mbale olunaku lw’enkya. Akulira ebikwekweto bya poliisi mu ggwanga  Andrew Felix Kaweesi ategezezza nga bwewatali lukungaana lwakwebuuza lwonna lwakkiriziddwa […]

Okulima enjaga kukkiriziddwa mu Chille

Okulima enjaga kukkiriziddwa mu Chille

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Banansi mu ggwanga lya Chile bakkiriziddwa okulima enjaga entonotono gyebasobola okukozesa ng’eddagala. Kati buli munansi akkirizibwa okulimayo ebikolo 6 byokka Okutuusa olunaku olwaleero, okusimba, okutambuza wamu n’okutunda enjaga gubadde musango munene ddala nga era singa gukukka mu vvi osibwa emyaka 15 mu kkomera. Ababaka ba […]

Abakyala abeeyambula basindikiddwa mu kkomera

Abakyala abeeyambula basindikiddwa mu kkomera

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Omulamuzi wa kkooti e Soroti aliko abakyala 2 b’asindise ku alimanda lwakufuuka ekisekererwa bwebeyambulamu engoye mu kwekalakaasa nga balumiriza yunivasite ya Soroti okubabbira ettaka. Omulamuzi  Baker Rwatoro y’asindise Maculate Ariokot ne Teddy Adeke ku alimanda okutuusa nga  21st July 2015 oluvanyuma lw’okwegaana emisango gino. Abakyala […]

Beekalakaasizza lwa bbaluti

Beekalakaasizza lwa bbaluti

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Abatuuze ku kyaalo Magala ekisangibwa mu gombolola ye Nazigo e Kayunga  beekalakaasizza  olw’abakulembeze baabwe okwesulirayo ogwanagamba nga baluti za ba China zigenda mumaaso n’okuboononera ebintu byaabwe. Abatuuze bano ababadde basoba mu 100 beekugaanyiza nebagumba mu luguudo lwe Kasana nebalusuulamu agayinja n’enkonge, ekiremesezza emotoka okutambula okumala […]

Mwewale ebyobufuzi- abakozi ba gavumenti balabuddwa

Mwewale ebyobufuzi- abakozi ba gavumenti balabuddwa

Ali Mivule

July 8th, 2015

No comments

Ssentebbe wa disitulikiti ye Mukono Francis Lukooya Mukoome alabudde abakozi ba gavumenti bonna bewale ebyobufuzi  mu kalulu akajja. Ategezezza nti abakozi ba gavumenti tebalina kwekubira ludda wabula balina kukola mirimu ate bawereze buli mukulembeze anaaba alondeddwa ku disitulikiti. Bino abyogeredde ku kitebbe kya Disitulikiti ye […]