Amawulire

Abasirikale abawambibwa abatujju bayimbuddwa

Abasirikale abawambibwa abatujju bayimbuddwa

Ali Mivule

July 10th, 2015

No comments

Abasirikale bannakenya babiri abawambibwa aba Alshabaab emyaka ebiri emabega kyaddaaki bayimbuddwa Aduumira poliisi ye Kenya Joseph Boinnet agambye nti bano balamu bulungi yadde nga bakyaalimu ensisi. Abasirikale bano bwambibwa mu bulumbaganyi obwakolebwa ku yunivasite ye Garissa mu mwaka gwa 2013 Mu bulumbaganyi buno abantu 148 […]

Mbabazi waddembe okujjayo foomu- NRM

Mbabazi waddembe okujjayo foomu- NRM

Ali Mivule

July 10th, 2015

No comments

Ab’ekibiina kya NRM bagamba nti eyali ssabaminisita Amama Mbabazi waddembe okwebuuza ku balonzi be ssinga amala n’ajjayo ffoomu z’okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga ssabbiiti ejja. Okusinziira ku nteekateeka efulumiziddwa abo bonna abagaala okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga, okukiika mu palamenti , ku bwa loodimeeya kko n’obwa ssentebe […]

Gwebakutte ng’afuka ku kkubo asuze Luzira

Gwebakutte ng’afuka ku kkubo asuze Luzira

Ali Mivule

July 10th, 2015

No comments

Omusajja ow’emyaka 22 aguddwaako emisango gy’okufuuka ekyetere era n’asindikibwa mu kkomera e Luzira. Claude Bihoyiti kondakita wa Taxi ogumuvunaanibwa kufuka kumulyango gwa paaka enkadde Ono alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa kkooti City Hall Moses Nabende era emisango n’agyegaana Oludda oluwaabi lugamba nti Bihoyiti yasangiddwa mu […]

Omukazi afafaaganye ne ssedduvutto

Ali Mivule

July 10th, 2015

No comments

Omukyala asanze omusajja nga yekakatiise ku kawala ke ak’emyaka ena atanziddwa emitwalo 30. Agnes Nabirumbi agguddwaako misango gya kulumya Arnold Kakeeto gweyagwiridde n’akuba Omukyala ono bw’abadde mu maaso g’omulamuzi wa kkooti city hall Moses Nabende era nga teyegaanye misango. Nabirumbi asabye omulamuzi obutamukaliga nnyo kubanga […]

Omuliro gukutte essomero- 3 balumiziddwa

Ali Mivule

July 10th, 2015

No comments

Abayizi basatu beebawereddwa ebitanda nga bali mu mbeera mbi oluvanyuma lw’omuliro okukwata essomero mu disitulikiti ye Masaka Omuliro guno gukutte ssomero lya St. Kizito Luvule Senior Secondary e Bukakata mu disitulikiti ye Masaka negusanyaawo n’ebintu ebibalirirwaamu obukadde n’obukadde Omuliro guno gutandikidde mu kisulo ky’abayizi abawala […]

Omukazi atezze bba obutwa affe yedizze ebintu.

Omukazi atezze bba obutwa affe yedizze ebintu.

rmuyimba

July 10th, 2015

No comments

Omukazi atezze bba obutwa affe yedizze ebintu. John Paul Musisi atemera mugyobukulu 35 nga mutuuze kukyalo Buwanga mu district ye Buvuma yakigudeko Maureen Nambajutte gwamaze naye emyaka 7 bwamutezze obutwa mu Bongo. Musisi gwetusanze mudwaliro e Mulago alumirizza mukyala we okumujja mu budde olwebyobuggaga bwe […]

KCCA eragidwa ku ttaka ly’essomero lya batvalley primary

KCCA eragidwa ku ttaka ly’essomero lya batvalley primary

rmuyimba

July 10th, 2015

No comments

    Akakiiko ka palamenti akanonyereza ku kibba ttaka wano mu Kampala akakubirizibwa ssentebe Robert Migadde kakubidde KCCA omulanga okubaako nekyekola ku ttaka ly’essomero lya batvalley primary school land eryedizibwa amakanisa nabantu abalala. Mu nsisinkano ya KCCA n’abamu ku batuula ku kakiiko kano okuli Olivia […]

Museveni asabiddwa okukkiriza enkyukakyuka mu ggwanga

Museveni asabiddwa okukkiriza enkyukakyuka mu ggwanga

rmuyimba

July 10th, 2015

No comments

    omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni asabiddwa okukkiriza enkyukakyuka mu ggwanga Uganda bweba yakweyagalira mu mirembe egyaletebwa ekibiina kya NRM. Omulanga guno guklubiddwa eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Prof. Gilbert Bukenya wakati mu bunkekenke nga eggwanga lyetegekera akalulu ka 2016. Bukenya agamba Museveni asaanye okumanya nti […]

Ab’oludda oluvuganya gavunmenti bakyagenda mu maaso

Ab’oludda oluvuganya gavunmenti bakyagenda mu maaso

rmuyimba

July 10th, 2015

No comments

Bbo ab’oludda oluvuganya gavunmenti bakyagenda mu maaso n’okukolokota gavumenti ku by’okukwata Besigye ne Mbabazi olunaku lweggulo. Besigye y’akwatiddwa agenda kukuba kampeyini ku anakwatira ekibiina kya FDC bendera mu kulonda kwa 2016. Akulira abakyala mu FDC Winnie Kiiza ategezezza nga poliisi bwekyakozesebwa gavumenti okutuntuza bannayuganda. Agamba […]

Mbabazi aweze obutapondooka ku nteekateekaze

Mbabazi aweze obutapondooka ku nteekateekaze

rmuyimba

July 10th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi aweze obutapondooka ku nteekateekaze ez’okwebuuza ku balonzi be. Olunaku lw’eggulo Mbabazi yakwatiddwa poliisi ku lutindo lw’e Njeru nga ayolekera e Mbale mu kwebbuuzakwe okwabadde kusooka era n’aggalirwa ku poliisi ye Kiira okumala esaawa eziwerako. Nga ayogerako nebannamawulire nga yakayimbulwa , […]