Amawulire
Bbomu zisse abasoba mu 40
Bbomu zino zikubye omuzikiti n’ekiriiro ky’emmere.
Tewaali yavuddeyo kwewana mabega wabulumbaganyi buno yadde nga abasinga olukongoolo balusonga ku bakambwe ba Boko Haram.
Mu nnaku ntono ezakayita abantu nga 200 bebakafiira mu bulumbaganyi ba bbomu ezizze zitegebwa mu bifo ebyenjawulo.