Amawulire

Kadaga Ayagala Enguudo Z’abobugaali ne Pikipiki mu Kampala

Ivan Ssenabulya

July 14th, 2017

No comments

KAMPALA Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga asabye abekitongole kya Kampala Capital City Authority ekitwala ekibuga, okubangawo enguudo ezenjawulo eza pikipiki nabobugaali nekigendererwa okukendeeza ku mujjuzo. Omulanga gwa Kadaga kijidde mu kadde, oluvanyuma lwokutongoza aplipoota ekwata ku nkozesa yenguudo eya Road User’s Satisfaction Survey […]

Abajaasi ba UPDF 1,450 abalala Basindikiddwa mu Somalia

Ivan Ssenabulya

July 14th, 2017

No comments

KAMAPALA Bya Damalie Mukhaye Abajaasi be gye lye gwanga erya UPDF 1,450 basimbuddwa omuddumizi we gye lye gwanga, Gen David Muhoozi ku ttenedekero lye Singo mu district ye Nakaseke okwolekera ekibuga Mogadishu mu gwanga lya Somalia, nate okukuuma emirembe. Bwabadde asibla abakuuma ddembe bano, Gen Muhoozi […]

Tebabagaana Kwo’gera ku Kokommo ku Myaka

Ivan Ssenabulya

July 14th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka we ssaza lye Kabula mu lukiiko lwe gwanga olukulu, James Kakooza asabye omyukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga obutagezaako ddembe lyabantu kulinyirirwa, yaba awa abantu babulijjo ekyanya okwogera ku nnongosereza mu ssemataeeka we gwanga ezifuuse ensonga. Bino webijdde nga speaker yakajja alabule […]

Poliisi Ekyanonyererza ku Massa

Ivan Ssenabulya

July 14th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi etegezezza nga bwetandise okunonyereza ku byonna ebyabaddewo, eyaliko captain wa tiimu ye gwanga Geoffrey Massa beyabadde akubibwa amasasi ne muganzi we olunnaku olwe ggulo. Abasirikale ba poliisi, bakubye emmotoka ya Massa amasasi ku Nganzikiro yoluguudo e Nambole oluvanyuma lwokumutebereza okubeera omumenyi […]

Old Kampala SS Egaddwa

Ivan Ssenabulya

July 14th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Essomero lya Old Kampala SS ligaddwa okumala wiiki namba okutuusa embeera lwenadda mu nteeko. Bino bitukiddwako mu nsisinkano yabakulu okuva mu ministry yebyenjigiriza nemizannyo nabekitongole ekya KCCA. Atwala ebyenjigiriza mu KCCA Juliet Namuddu aagidde essomero lino liggalwe, okutuusa nga abayizi byebanja bimaze […]

Aba Kaweesi babongeddeyo ku alimanda

Ali Mivule

July 13th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Abantu 20 abavunaanibwa okutta eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi babongeddeyo ku alimanda e Luzira nga tebanamanya wa okunonyereza wekutuuse ku musango gwabwe. Kino kiddiridde balooya ba gavumenti okuyingira olunaku olwokubiri nga bediimye ekikosezza enyo emirimu gya kkooti. Omulamuzi […]

Massa awonye okutibwa

Ali Mivule

July 13th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omusambi w’omupiira Geofrey Massa alula oluvanyuma lwa poliisi okuwerekereza emmotoka gyeyabaddemu n’omukazi amasasi. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Emilian Kayima atutegezezza nti poliisi y’abadde erawuna e Namboole n’esanga emmotoka eyabadde esimbiddwa ku mabbali eyabadde avuga n’agisimbula mu bwangu obwekitalo nebagyekengera.   […]

Emirimu gisanyaladde mu kkooti

Ali Mivule

July 12th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Akediimo kabannamateeka ba gavumenti kasanyalazza emirimu mu kkooti ezenjawulo wano mu Kampala. Bannamateeka baasalwo okusigala ewaka beebake lwamusaala mutono nga ne nsalessale ow’ennaku 14  gwebaali baawa gavumenti okubatunulamu y’aweddeko. Bannamateeka bafuna wakati w’emitwalo 50 n’akakadde okusinziira ku ddaala ly’oliko. Kkooti ezeisinze okukosebwa […]

Bakansala batabukidde ssentebe waabwe

Ali Mivule

July 12th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssennabulya Omukubiriza w’olukiiko lwa disitulikiti ye Mukono Emmanuel Mbonnye atiisizza okukulemberamu ba kansala okujja obwesige mu ssentebe wa disitulikiti Andrew Ssenyonga Luzindana lwakulemererwa kussa mu nkola bisalibwawo kanso. Mbonnye agamba nti nga 29  May omwaka guno kanso yayisa ekiteeso ekyokuwera okusima omusenyu mu […]

Omukazi yeyambulidde kkooti

Ali Mivule

July 12th, 2017

No comments

Bya Isaac Otwii Waliwo omukazi ow’emyaka 36 agyemu engoye ku kkooti ye Lira nga awakanya eky’okuvunaana ab’oluganda lwe. Dorcas Akot y’anaabwe ensonyi mu maaso lwa kkooti kugaana kuyimbula bantu be 6 abavunanibwa omusango gw’okugezaako okutta. Abavunaanwa kuliko taatawe wamu ne mugandawe abaakwatibwa mu 2014 nebasindikibwa […]