Amawulire

Abagaala obwa pulezidenti bewandiisa wiiki ejja

Ali Mivule

August 13th, 2015

No comments

Abagenda okwesimbawo ku bwapulezidenti mu kulonda kw’omwaka ogujja bakutandika okugyayo empapula z’okususulibwa okuva eri akakiiko k’ebyokulonda wiiki ejja. Okusinziira ku nteekateka efulumiziddwa akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga , abagenda okwesimbawo balina okugyayo empapula okuva nga 17 August  olwo okusunsulibwa kutandike nga 5 October okutuusa nga 6 […]

Omuliro gukutte ekkolero e China- 44 bafudde

Omuliro gukutte ekkolero e China- 44 bafudde

Ali Mivule

August 13th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya China abantu 44 beebakakasiddwa okuba nti bebakafa n’abasoba mu 500 babuuse n’ebisago ebyamanyi oluvanyuma lw’omuliro ogukutte ekkolero mu kibuga Tianjin. Ku bafudde kubaddeko abazinya mooto 12 nga bano babadde bagezaako okutaasa abalala. Omukulembeze w’eggwanga  Xi Jinping asabye bananasi bonna okukola ekisoboka okutaasa […]

Lwakataka ali mu kkooti leero

Lwakataka ali mu kkooti leero

Ali Mivule

August 13th, 2015

No comments

Kafulu mu kuvulumula emmotoka z’empaka  Ponsiano Lwakataka ne banne abalala 2 badda leero mu kkooti ku musango gw’okutta abantu 9 mu disitulikiti ye Rakai.   Lwakataka, Fangesi Vincent amanyiddwa enyo nga  Kanyama ne  Emanuel Zinda basuubirwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti ye Masaka John Keitirima. […]

Mwegendereze Mbabazi ne Sejusa- Karamoja eri FDC

Mwegendereze Mbabazi ne Sejusa- Karamoja eri FDC

Ali Mivule

August 13th, 2015

No comments

Abawagizi b’ekibiina kya  FDC e Karamoja balabudde abakulira ekibiina kyabwe obutesembereza eyali ssabaminisita  Amama Mbabazi ne Gen. David Sejusa. Abawagizi bano okulabula kuno bakukoze baaniriza eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC  Dr. Kiiza Besigye mu nsisinkano gy’abaddemu n’abakungu b’ekibiina mu kitundu kino abasoba mu 70. Omukubiriza […]

Abavuganya banaasisinkana

Abavuganya banaasisinkana

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

Ab’omukago ogugatta ebibiina ebivuganya gavumenti benyamidde olw’ebyavudde mu palamenti olunaku lwajjo Palamenti olunaku lwajjo yayisizza enongosereza mu ssemateeka era mu ngeri yeemu ne alipoota eyabadde akoleddwa ku nongosereza zino n’ekasukibwa Omwogezi w’omukago guno omukulu Wafula Oguttu agamba nti kikaabya amaziga okulaba nti n’abavuganya benyini balemereddwa […]

Aba NRM babanjibwa ez’emmere

Aba NRM babanjibwa ez’emmere

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

  Waliwo ekibinja ky’abafumbi b’emmere abakubye ekibiina kya NRM mu mbuga z’amateeka lwabutasasulwa. Bano babanja obukadde 61 olw’okubawa emmere nebabatabasasula Mu musango oguwaabiddwa mu kkooti ekola ku gy’obusuubuzi, abafumbi b’emmere bano bagamba nti mu mwaka gwa 2014 mu December, baweebwa emirimu okugabula bannakibiina kya NRM […]

Asse omwana we

Asse omwana we

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

Poliisi eriko omusajja gw’ekutte lwakutta mwana we. Omusajja ono atabudde asidi mu ddagala n’aliwa omwana we ow’emyaka omusanvu era n’afa. Omwana ono ategerekese nga Yanik Hirwa attiddwa kitaawe enzaalwa ye Rwanda ategerekese nga Masapo Maliseri. Okunonyereza kwa poliisi kulaze ng’omwami ono abadde yayawukana ne mukyala […]

Asobezza ku wa 12

Asobezza ku wa 12

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

Poliisi ye  Kyanamukaka mu disitulikiti ye Masaka eriko omusajja ow’emyaka lwakusobya ku muwalawe ow’emyaka 12.   Richard Ntale omutuuze ku kyalo  Buyaga y’akwatiddwa oluvanyuma lw’abatuuze okutemya ku poliisi ku bigambibwa nti abaddenga agagambula muwalawe obumuli.   Ntale abadde asula mu nyumbaye yekka bukyanga mukyalawe Robinah […]

Teri babaka kuwummula

Teri babaka kuwummula

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

Ababaka ba palamenti tebasubira oluwummula mu kiseera kino. Amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanya agamba nti yadde nga yandiyagadde nyo palamenti okugenda mu luwummula olunaku lw’enkya emirimu gikyali mingi egyetagisa okumalirizibwa.   Oulanya asabye ababaka bonna obutebulankanya baggye mu bungi nga bwegwabadde olunaku lw’eggulo nga […]

Gavumenti enoonya mirmu bweru

Gavumenti enoonya mirmu bweru

Ali Mivule

August 12th, 2015

No comments

Gavumenti yakwongera okulwanyisa ebbula ly’emirimu mu bavubuka okwetoloola eggwanga. Nga ayogerera ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abavubuka olugenda mu maaso wali e Katakwi, omuwandiisi w’enkalakalira mu minisitule y’ekikula ky’abantu Pius Bigirimaana ategezezza nga gavumenti kati bwetunulidde emirimu ne mu mawanga amalala. Bigirimaana agamba baakizudde nga emirmu […]