Amawulire

Abavubuka ba FDC  bakunganidde ku Jokas Hotel

Abavubuka ba FDC bakunganidde ku Jokas Hotel

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

  Abavubuka b’ekibiina kya FDC abasoba mu 280 bakunganidde ku Jokas Hotel okulonda abakulembeze baabwe abajja. Okusinziira ku ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina kino Dan Mugarura, bakutandika okunsula abaagala ebifo ebyenjawulo amakya galeero nga era abanalondebwa bakutandikirawo emirimu gyabwe.

Kutesa alabudde bannayuganda

Kutesa alabudde bannayuganda

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Minisita w’ensonga z’amawanga g’ebweru Sam Kutesa alabudde bannayuganda abagufudde omulimu okutondawo obubiina okufera bannabyabufuzi mu biseera by’okulonda. Kutesa nga era ye mubaka w’e Mawogola bino y’abyogedde yebuuza ku balonzi ku kyalo Nambirizi. Agamba nga okulonda kusembera abagezigezi batandikawo ebibiina bino n’ekigendererwa okukamula omusimbi okuva mu […]

Akakiiko  akyambogo univasite kakutuula

Akakiiko akyambogo univasite kakutuula

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Olukiiko olutwala ettendekero lye Kyambogo lwakutuula olwaleero okuteesa ku bakozi abatali basomesa ku ttendekero lino. Kino kiddiridde abakozi bano okugenda mu maaso n’akediimo kaabwe okutuusa nga gavumenti ebongezza ku misaala. Amyuka ssenkulu w’ettendekero lino Elly katunguka ategezezza nga bwebagala okusala amagezi engeri y’okuddukanya ettendekero mu […]

Abasomesa ba ziunivasite bakunonyeleza kukutulugunyizibwa

Abasomesa ba ziunivasite bakunonyeleza kukutulugunyizibwa

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Nga akediimo k’abatali basomesa mu matendekero ga gavumenti agawaggulu kayingidde wiiki eyokusatu, abakozi bano bataddewo akakiiko k’abantu 6 okutunula mu bigambwa nti abakozi bano batuntuzibwa abakulira amattendekero gyebava. Kino kiddiridde ebigambibwa nti abakulira amatendekero gano batiisizza okugoba abediimye. Ssentebe w’ekibiina ekigatta abatali basomesa mu mkatendekero […]

Aba FDC balwaanidde omuzindaalo

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC era ngayesimbyewo okukwata bendera ya FDC  mu kulonda kwa 2016,  Dr Kiiza Besigye alabye katemba atali musasulire abegwanyiza okwesimbawo ku bubaka bwa parliament mu kibiina kya FDC mu municipality ye Soroti bwebalwanidde ebyuuma by’emizindaalo. Obutakanya buno bubaluseewo okuvanyuma lwa  Herbert […]

Aba UPC bagaala Bendera y’abavuganya

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Ab’ekibiina kya UPC bataddewo obukwakkulizo bwebaba nga bakwegatta ku mukago gw’abavuganya gavumenti ogwa the Democratic alliance. Ekibiina kino kyagaala omukulembeze waakyo y’aba akwata bendera ku bukulembeze bw’eggwanga Bano era bagamba nti bajja kusimbawo abantu baabwe ku mitendera gyonna awatali kwegatta ku kibiina kyonna nti basimbewo […]

Omwana gwebatumye sapatu abuze

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Poliisi ng’eri wamu n’abantu babulijjo babaze ku muyiggo gw’omwana w’emyaka etaano etabuze mu ngeri etategerekeka Omwana ono Cynthia Natuuzi yabula ku lw’okuna oluvanyuma lw’omukozi okumulagira okunoonya sapatu zeyali abuzizza Okusinziira ku b’oluganda lw’omwana ono, omwana ono eyabadde azannya ne banne yabuziza sapatu olwo omukozi n’amulagira […]

Omulala eyakubiddwa ka guluneedi afudde

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Omuntu omulala eyakubiddwa ka guluneedi e Semuto afudde Afudde ategerekese nga Julian Naluggwa ate bbo abalala babiri okuli Nalongo Nakayiza ne Goretti Namakula bali mu mbeera mbi ddala. Ka guluneedi kano kalondeddwa abaana ababadde bagenze okutyaba nebakatereka mu ffumbiro gyekayabidde Omwogezi wa poliisi mu Kampala […]

Abavubuka bagenda mu kkooti

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Abamu ku bakulembeze b’abayizi abasiramu mu ntendekero ekkulu e Makerere batisatisiza okukuba abakulira entendekero lino mu kooti, olwokulinya eggere mu lukungana lwabwe akawungeezi g’egulo. Poliisi ngeddumirwa DPC we Wandegeya Brain Ampirwe wamu n’abakulira Makerere bagaanyi olukungaana luno okugenda mu maaso n’abagamba nti lwabadde lumenya mateeka […]

Egambibwa okuba bbomu esse omwana

Ali Mivule

August 15th, 2015

No comments

Omuntu omu afiriddewo, n’abalala 3 nebabuuka n’ebisago eby’amaanyi,ekintu ekyefananyiriza bbomu bwekitulikidde mu ffumbiro ku kyalo ekimanyiddwa nga Kirolo ku luguudo lwe Ssemuto. Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti ekintu kino kyandiba nga kyalondebwa omwana eyakitutte mu ffumbiro era bwekisemberedde omuliro olwo ne kibwatuka. Omulambo gw’omwana gukutuseemu ebitundu […]