Amawulire

Minisitule yenjigiriza eyisiza ekiragiro eri amasomero

Minisitule yenjigiriza eyisiza ekiragiro eri amasomero

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

Minisitule ekola ku byenjigiriza eyisiza ekiragiro eri amasomero gonna okukoma okusomesa abaana okusuka esaawa 11 ezolwegulo Twogedeko ne minister omubeezi akola ku by’enjigiriza ebyawansi John Christom Miyingo natutegeeza kino ekiragiro kitandika lusoma luno olugya Ono atutegeezeza nti baludde nga balaba omuze guno nga gukula, wabula […]

Palamenti etabuklidde abakungu okuva mu ddwaliro lya kookolo

Palamenti etabuklidde abakungu okuva mu ddwaliro lya kookolo

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

Akakiiko ka palamenti akalondoola ensimbi z’omuwi womuslo katabuklidde abakungu okuva mu ddwaliro lya kookolo e Mulago, nga bano babalanga kumala gakozesa nsimbi ezaali zebaweredwa. Alipoota y’omubalirurizi webitabo bya gavumenti yalaze nga bano bwebakyusa ensimbi obukadde 327 ezaali ezokugula ebintu bye dwaliro nebazigaba mu busiimo bwabakozi, […]

Ababaka abava e Tororo bakwebuuza kubya disturikiti

Ababaka abava e Tororo bakwebuuza kubya disturikiti

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

Oluvanyuma lw’omubaka akikirira ekibuga kye Tororo Geoffrey Ekanya okuva mu mbeera n’agezaako okwetuga nga ensonga eva ku govumenti kugaana okugabanyaamu district ye Tororo,bbo ababaka abava mukitundu kino basazeewo okuddamu okwebuuza kubakulu kunsonga eno. Kinajukirwa nti Ekenya okutabuka kyandiridde government okuleeta olukalala lwa district empya nga […]

Museveni atabukidde abe Kayunga

Museveni atabukidde abe Kayunga

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

  Omukulembeze w’eggwanga asabye abantu abali mu nkaayana z’ettaka e Kayunga okuzigyamu obulimba n’okuwayiriza era n’alabula bonna abaagala okwezza ettaka lyabanaabwe. Eriya Lugenda y’agalina

Abajaasi ba mawanga amagaate babalumiriza

Abajaasi ba mawanga amagaate babalumiriza

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya Central Africa Republic abajaasi b’amagye agakuuma ddemebe ag’ekibiina kyamawanga amagatte babalumirizza okukabasanya abakyala 3 okuli n’omuwala atanetuuka. Kino kijidde mu kiseera nga abamu ku bakulembera amagye gano bagobeddwa ku mirimu olw’obuliisa manyi obweyongedde mu bajaasi.   Ekibiina ky’amaanga amagatte kitegezezza nga obuliisa […]

Ab’ekitongole ky’ebyebibira balabudde abakola ku nsonga z’ettaka

Ab’ekitongole ky’ebyebibira balabudde abakola ku nsonga z’ettaka

rmuyimba

August 20th, 2015

No comments

Ab’ekitongole ky’ebyebibira mu ggwanga balabudde abakola ku nsonga z’ettaka mu bitundu ebyenjawulo obutageza kugaba byapa ku ttaka lya kibira kyonna nga tebasoose kubebuzaako. Omwogezi w’ekitongole kino Gilbert Kadilo ategezezza nga bannakigwanyizi ab’enjawulo bwebakkakanye ku ttaka ly’ebibira nebalyediza nga balina n’ebyapa byalyo. Kadilo agamba ettaka ly’ebibira […]

Okukyala kwa Pulezidenti Museveni e Kayunga

Okukyala kwa Pulezidenti Museveni e Kayunga

rmuyimba

August 19th, 2015

No comments

Okukyala kwa Pulezidenti Museveni mu district ye Kayunga olunaku olwalero kutandise okutamatemamu abakulembeze mu kitundu kino. Waliwo abatuuze abakulembeddwamu obubaka omukyala akikirira district eno era nga ye minister omubeezi avunanyizibwa ku nsonga z’ettaka Aida Nantaba abaweze okwesamba emikolo gyino singa pulezidenti museveni takomya kukolagana n’ababba […]

Bernabas Tinkasimire atenderezza government

Bernabas Tinkasimire atenderezza government

rmuyimba

August 19th, 2015

No comments

Omubaka wa Buyaga County Bernabas Tinkasimire atenderezza government olwokukiriza okukubaganya ebirowoozo ku district empya kuddemu. Weeki ewedde ababaka batabukira gavumenti n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwokubasubiza ebyooya by’enswa nadala abava mu district ye Kibaale, oluvanyuma lw’okubasuubiza disitulikiti ye Kagadi ne Kakumiro. Tinkasimire agambye nti singa […]

Ba minisita bakutuula olwalero kuba municipalite endala.

Ba minisita bakutuula olwalero kuba municipalite endala.

rmuyimba

August 19th, 2015

No comments

Olukiiko lwa ba minister lwakutuula olunaku olwalero okukubaganya ebirowoozo ku kutondawo municipality endala. Minister avunanyizibwa ku government ez’ebitundu Adolf Mwesige yabadde asubirwa okulaga government ku kutondawo municipalite endala, wabula n’asaba awebwe obudde obulala asobole okwebuuza ku lukiiko lwa baminister. Mwesigye agambye nti wadde nga government […]

Bomu e Nigeria 60 bafu

Bomu e Nigeria 60 bafu

rmuyimba

August 19th, 2015

No comments

Amawulire agava mu ggwanga lya Nigeria galaga ng’abantu 60 bwe batiddwa banalukalala ba Boko Haram. Obulumbaganyi buno bukoleddwa ku kyaalo ekimanyiddwa nga Kukuwa musaza lye Yobe. Amawulire galaga bwewaliwo abantu abalala abagudde mu Nyanja nga bagezaako okwetegula ekibambulira. Aberabiddeko nagabwe bategezeza nga banalukalala bano bwe […]