Amawulire

Mugamba ku  Dr.Tanga Odoi

Mugamba ku Dr.Tanga Odoi

rmuyimba

August 18th, 2015

No comments

  Bbo abamu ku ba ssentebe b’ekibiina kya NRM basabye abakulu mu kibiina okugamba ku ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina Dr.Tanga Odoi gwebalumiriza okubayisa nga ekyokuttale. Mu nsisinkano gyebabaddemu ne ssabawandiisi w’ekibiina Justine Kasule Lulumba, ba ssentebe balumiriza Odoi okubayisa nga abalabe b’ekibiina. Nga bakulembeddwamu ssentebe […]

EC egenda mumaso no kugaba foomu

EC egenda mumaso no kugaba foomu

rmuyimba

August 18th, 2015

No comments

Kko akakiiko k’ebyokulonda olwaleero kakugenda mu maaso n’okugaba foomu eri abo bonna abaagala okwesimbawo ku bwa pulezidenti. Olunaku lw’eggulo abantu mukaaga okuli Amama Mbabazi, n’eyali amyuka ssenkulu w’ettendekero ly’e Makerere Venancious Baryamureeba baggyeyo empapula z’okwesimbawo. Omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Jotham Taremwa agamba abo bonna abaggyayo empapula […]

Mbabazi awandikidde akakiiko k’ebyokulonda

Mbabazi awandikidde akakiiko k’ebyokulonda

rmuyimba

August 18th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi awandikidde akakiiko k’ebyokulonda nga akategeeza nga bweyalonze ekifananyi kya ngaali abuuka nga akabonero k’agenda okukozesa mu kampeyini. Kino kiddiridde ensisinkano eyabaddewo wakati wa Mbabazi n’akola nga ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Joseph Biribonwa nebannamateeka b’akakiiko. Mbabazi era asabye akakiiko k’ebyokulonda okukozesa langi […]

Omusilikaale we kuumiro lye bisolo agudde munyanja

Omusilikaale we kuumiro lye bisolo agudde munyanja

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Poliisi nga eri wamu n’abatuuze be Rweihamba mu disitulikiti ye Kabarole bali ku muyiggo gw’omuserikale w’ekkuumiro ly’ebisolo agambibwa okugwa mu Nyanja ye Nkaruba n’abbira bweyabadde agenze okuwuga. Kabarole erimu enyanja entontotono ezisoba mu 50 wabula nga ezisinga mpanvu nyo. Aduumira poliisi mu bitundu by’e Rwenzori […]

Amaka gasanyewo mu China

Amaka gasanyewo mu China

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya China abatuuze mu kibuga kye Tianjin amaka gaabwe agasanyizibwawo okubwatuka kw’ekkolero lya gavumenti basitudde okwekalakaasa nga baagala gavumenti ebaliyirire.   Bano bagumbye wabweru wa woteeri ya Mayfair nga bagamba nti okugyako nga baliyiriddwa teri kuva mu kifo kino.   Abantu abasoba mu […]

Aba DP batandise okujjayo foomu

Aba DP batandise okujjayo foomu

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Ate bbo abantu 80 bebagaala okwesimbawo ku bukiise bwa palamenti ku tikiti y’ekibiina kya Democratic party nga era bagyeyo dda empapula. Bano kuliko omubaka wa Busiro East Medard Ssegona , Rose Namayanja owa Bukoto East,ne Susan Namaganda omubaka omukyala ow’e Bukomansimbi. Abalala kuliko Allan Ssewanyana […]

Kibuule  asekeredde mbabazi

Kibuule asekeredde mbabazi

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Ye minisita omubeezi akola ku by’amazzi Ronald Kibuule ategezezza nga ebigendererwa bya Mbabazi bwebitasobola kuyitamu kubanga bino byonna eby’okwesimbawo abikola lwa mulugube. Kibuule era asekeredde abagamba nti ekibiina kya NRM kyakunafuwa olwa Mbabazi okukyabulira. Kibuule ategezezza nga banayuganda bwebasanye okuwagira pulezidenti Museveni kubanga mukwano gwa […]

Mbabazi amaze okugyayo empapula

Mbabazi amaze okugyayo empapula

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi amaze okugyayo empapula z’okusunsulibwa okwesimbawo ku ky’omukulembeze w’eggwanga mu kalulu k’omwaka ogujja. Mbabazi wakwesimbawo nga atalina kibiina Abantu abalala 4 nabo bagyeyo empapula z’okwesimbawo ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga. Bano kuliko eyali amyuka ssenkulu w’ettendekero ly’e Makerere Venansius Baryamureebwa, Dr Deo […]

Abagoba ba Taxi 10 badusiddwa mu ddwaliro

Abagoba ba Taxi 10 badusiddwa mu ddwaliro

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Abagoba ba Taxi 10 badusiddwa mu ddwaliro lya Ntenjeru Health Centre 4 oluvanyuma lwokulwanagana okubaddewo ku mwalo gwe Katosi nga bagugulanira obukulembeze. Bano bavudde Mukono mu kibiina kya Ntenjeru Taxi and Lorry Owners nga bakulembeddwamu Edward Lyazi abagambibwa nti bebawangula tender okusolooza, nga babadde bazze […]

E`South Sudan neera balemeddwa okutukiriganya

E`South Sudan neera balemeddwa okutukiriganya

rmuyimba

August 17th, 2015

No comments

Gavumenti n’abayeekera mu ggwanga lya South Sudan neera balemeddwa okutukiriza nsalesale wa nga 17 August okuba nga bamalirizza okuteeka omukono ku ndagaano y’emirembe. Nsalesale ono yabaweebwa omukulembeze w’eggwanga lya Amerika Barack Obama bweyali asisinkanyemu abakulembeze b’amawanga ga Africa mu kibuga Addis Ababa mu ggwanga lya […]