Amawulire

Salam Musumba ebyavudde mu kolonda abiwakanyizza

Ali Mivule

April 13th, 2017

No comments

Munna NRM  Rehema Watongola N’abawagizi be bakyagyaganya oluvanyuma lw’okuddamu okuwangula akalulu ka municipaali ye Kamuli nebamegga munna FDC Salaamu Musumba eyamuwawabira nebamugoba mu palamenti nti teyasoma. Watongola yakukumbye obululu  8,726 olwo Musumba nafunayo 5,778 mu kalulu akaabaddeko n’obugombe. Wabula neera Musumba agamba okulonda kuno tekwabadde […]

FDC esekeredde Minisita Kabafunzaki

Ali Mivule

April 12th, 2017

No comments

Ab’ekibiina kya FDC beganye ebigambibwa nti bebaaluse olukwe lw’okukwata minisita omubeezi ow’ebakozi nga alya enguzi ey’obukadde 5 okuva mu bakampuni ya AYA.. Bweyabadde alabiseeko mu kkooti ewozesa abakenuzi olunaku lw’eggulo Kabafunzaki y’ategezezz anti teri Mulala FDC yeyagala avundire mu kkomera. Wabula ye omwogezi wa FDC  […]

Gavumenti yewozezzako ku by’okugyako amasimu

Ali Mivule

April 12th, 2017

No comments

  Abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu bategezezza nga bwekitali kyabwenkanya abakakiiko akalungamya ebyempuliziganya aka Uganda Communications Commission ne poliisi okulagira bananyuganda bonna okuddamu okuwandiisa kaadi z’essimu zaabwe. Akakiiko kano n’abalala bekikwatako olunaku lw’eggulo baawadde bannayuganda bonna ennaku 7 zokka nga bamaze okuwandiisa amassimu gaabwe oba sikkyo gajibweko […]

omulalu omubbi bamunywezezza

Ali Mivule

April 12th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omusajja  abadde yefuula omulalu nanyaga abantu mu bitundu by’e Makindye ebintu bimuddugalidde,Poliisi bwemutayizza n’emukwata. Ono ategerekesse nga Steven Waliggo era olutuusiddwa ku poliisi y’e Katwe n’agezaako okwefuula zzolo nabo kye baakoze kwekumutwala kudwaliro eMulago bamwekebbejje era nga mukiseera kino akumibwa kunjegere. Kitegerekesse […]

E Kamuli balonda

Ali Mivule

April 12th, 2017

No comments

W’owulirira bino nga okulonda kw’omubaka wa munisipaali ye Kamuli kugendera ddala mu maaso nga era abalonzi bangi enkoko baagikutte mumwa. Abantu 5 bebesimbyewo ku kifo kino wabula nga okuvuganya okwamanyi kuli wakatai wamunna NRM Rehema Watongola N’WA fdc  Salaam Musumba. Okusinziira mu mukwanaganya w’ekibiina ekilwanirira […]

KCCA ekakasizza ku bya kamera zokunguudo

Ali Mivule

April 11th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Minisita wa kampala Betty Kamya akakasizza ab’ekitongole kya KCCA nga eky’okuteeka kamera zokunguudo bwekitajja kukosa mbalirira yaabwe . Kamya okuvaayo bwati kiddiridde loodi  meeya Erias Lukwago okumuwandiikiria nga yemulugunya nti kinasoboka kitya okuteeka kamera zino ku nguudo nga embalirira yaabwe yasalibwa okuva […]

Yaaya abbye omwana

Ali Mivule

April 11th, 2017

No comments

  Bya Malik Fahad Poliisi ye  Mukoko mu disitulikiti ye  Kalungu eriko yaaya  gw’ekutte ku bigambibwa nti y’abbye omwana. Hasifa Nassiwa omutuuze we Mukono y’akwatiddwa nti y’abbye omwana wa Shamimu Nabirye omutuuze we Kawempe gy’abadde akolera obwayaaya. Okunonyereza okusoose kulaze nga Nassiwa bweyalimba bba Sunday […]

Obusanyi bwandikonya ebyenfuna

Ali Mivule

April 11th, 2017

No comments

  Obusanyi obwongedde okusaasanira eggwanga lyonna bwandikosa ebyenfuna bya Uganda n’okusingira ddala eby’obulimi singa tewabaawo kikolebwa amangu ddala. Minisita w’ebyobulimi Vincent Ssempijja agamba Uganda efulumya ttaani za kasooli obukadde 4 kumpi buli mwaka nga kyekilimi ekyokusatu Uganda kyelima mu bungi nga obusanyi bwandilyako metric tonnes […]

Aba Famile emu bafiiridde mu kabenje

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Magembe ssabbiiti Taata  abadde  atambula  n’omwana we  ow’omwaka  ogumu n’ekitundu  nga bagenda  ku  duuka  okubako  kyebagula  batomeddwa  ebatiddewo. Motoka  ekoze  akabenje  kano  yakika  kya  Premio namba UAW 643B  nga era ebadde edda Fortportal era omugoba waayo tayimiriddemu. Abagenzi ye   Maliyusi Kakunda   owemyaka  38 […]

Omusajja yesse lwamukazi

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad E Kyotera mu disitulikiti ye Rakai omusajja yewadde obutwa n’afa   nga alumiriza mukaziwe okubeera omwenzi. Omugenzi ategerekese nga  Roger Mawejje 32 omutuuze ku kyalo  Kasambya. Okunonyereza okusoose kulaze nga ono bweyasoose okuyomba ne mukyalawe gwalumiriza obwenzi oluvanyuma neyetta Atwala poliisi ye Kyotera […]