Amawulire

E Masaka baakakwata 90 lwa ttemu

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi mu bitundu bya greater masaka yakakwata abantu 90 ku byekuusa ku ttemu erikyase mu kitundu kino. Poliisi egamba bano bakwatiddwa mu bikwekweto ebyenjawulo ebikoleddwa poliisi , amagye wamu n’abatuuze benyini. Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire olwaleero, omwogezi wa poliisi mu ggwanga Asan […]

Poliisi eremesezza Besigye ne Lukwago okulaba Dr Stella Nyanzi

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Eyakwatira ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti Dr Kiiza Besigye akubye ab’ebyokwerinda e Kimooni n’agenda ku poliisi ye Kira okukyalira Dr Stella Nyanzi asuubirwa mu kkooti olwaleero. Besigye abadde ne loodi meeya Erias Lukwago, Ingrid Turinawe Wafula Oguttu n’abalala. Wabula bano bagaaniddwa […]

Eyasobya ku w’emyaka 6 wakwebaka mu nkomyo emyaka 7

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

  Bya Ruth Andera Kkooti eriko omuvubuka gw’esibye emyaka emyaka 7 lwakusobya ku mwana wamukamawe mu kinabiro. Ssuuna Mark 22years nga mukozi mu maka g’abazadde b’omwana ono ow’emyaka omukaaga agambibbwa okukasendasenda bwekaali kazanya nebanne baako nakatwala mu kinaabiro nakamalirako ejjakirizi. Ssuuna asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi […]

Ab’e Masaka bakyasattira olw’ettemu

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Oluvanyuma lw’abazigu okulumba ekyalo kye Kyabakuza nebatema abantu, abatuuze mu kitundu kino bayisizza ekiteeso okusasula ensimbi okulaba nga b’ongere okunyweza eby’okwerinda. Abatuuze kino bakituuseeko mu lukiiko olw’atudde akawungeezi ka ssande  nebakkiriza okusasulira abavubuka bakanyama abanaasulanga nga balawuna ekitundu kyabwe. Sentebe w’akabuga ke […]

Museveni agenze Kamuli Kusaggula kalulu

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

Bya Opio Sam Caleb Nga kampeyini zikomekerezebwa olunaku lwaleero, Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwaleero ayolekedde  Kamuli okukubira munna NRM Rehema Watongola kampeyini ku kifo ky’omubaka w’ekitundu kino. Pulezidenti azze akubira ab’ekibiina kye kampeyini mu bitundu ebyenjawulo naddala mu kuddamu okulonda Pulezidenti Museveni asuubirwa okukuba […]

Dr. Stella Nyanzi bimubirijidde

Ali Mivule

April 10th, 2017

No comments

  Bya Damali Mukhaye Munnabyanjigiriza ow’ettendekero ekkulu erye Makerere ajjukirwa enyo okweyambula  nga akaayanira ofiisi Dr. Stella Nyanzi asuubirwa mu kkooti olwaleero olw’okuvvoola mukomukulembeze w’eggwanga era minisita w’ebyenjigiriza. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Emilian Kayima akaaksizza ng Dr Nyanzi bw’avunanibwa emisango gy’okukozesa obubi compyuta […]

Eyakyaye bamuyiridde asidi

Ali Mivule

April 7th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Polisi ye Nateete eriko  omuwala gw’ekutte nga emuteberezza okuyiira muganzi we Asidi eyamukyaye. Omuwala ono ategerekesseko nga Sarah kigambibwa yayiridde Husein Kato asidi oluvanyuma lw’kumukyawa sso nga ye abadde akayamwagala. Kati ono aguddwako gwakugezaako  kutta Muntu  wabula nga ye Kato ali mu […]

obulwadde bw’okwenyika mu birowoozo bweyongedde

Ali Mivule

April 7th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Nga Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’ebyobulamu mu nsi yonna nga essira liri ku nsonga ya kwenyika mu birowoozo, minisitule y’ebyobulamu etegezezza nga embeera eno bwesinga mu bifo ewali entalo n’enjala. Dr. Hafsa Lukwata akulira ebyokujanajaba obulwadde bw’emitwe mu minisitule […]

Etteeka ekambwe lyeralikirizza bannamawulire

Ali Mivule

April 7th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu bakolokose palamenti Olw’okuyisa etteeka eriwa minisita obuyinza okukola enongosereza zonna mu mateeka agafuga eby’amawulire awatali kwebuuza ku palamenti. Omukwanaganya w’ekibiina ekilwanirira eddembe ly’obuntu ekya Human Rights Network Patrick Tumwiine agamba tebawagira kino kubanga kati abaamawulire babataddeko olukomera mu kukola […]

Okusabira ssabasajja Kutandise

Ali Mivule

April 7th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abayisiraamu okwetolola eggwanga olwaleero baakusabira ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II nga omutanda akuza amazaalibwa ge age  62. Okusaba okukulu kwakbeera ku muzikiti e Kibuli wamu neku muzikiti gaggade ogwa Kampala Mukadde.   Okusinziira ku Katikiro wa Buganda Charles Peter […]