Amawulire

Eyakyaye bamuyiridde asidi

Ali Mivule

April 7th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Polisi ye Nateete eriko  omuwala gw’ekutte nga emuteberezza okuyiira muganzi we Asidi eyamukyaye.

Omuwala ono ategerekesseko nga Sarah kigambibwa yayiridde Husein Kato asidi oluvanyuma lw’kumukyawa sso nga ye abadde akayamwagala.

Kati ono aguddwako gwakugezaako  kutta Muntu  wabula nga ye Kato ali mu ddwaliro lye Kiruddu gy’ajanjabibwa  era nga poliisi yaguddewo dda omusango o ku fayiro 33/18/03/2017 nga omuteberezebwa yagalidwa nga nokunonyerezza kukyagenda kugenda mu maaso

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *